Zabbuli 22:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Bonna abandaba bansekerera;+Beenyinyimbwa era banyeenya emitwe gyabwe olw’obunyoomi nga bagamba nti:+ Matayo 26:67, 68 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 67 Awo ne bamuwandulira amalusu mu maaso,+ era ne bamukuba ebikonde.+ Abalala ne bamukuba empi mu maaso,+ 68 nga bagamba nti: “Ggwe Kristo, bw’oba oli nnabbi, tubuulire ani akukubye?” Yokaana 6:66 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 66 Olw’ensonga eyo, bangi ku bayigirizwa baddira ebintu bye baali balese,+ ne balekera awo okutambula naye. 1 Peetero 2:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Bwe mujja gy’ali, ejjinja eddamu abantu lye baagaana+ naye Katonda lye yalonda, era ery’omuwendo ennyo gy’ali,+
7 Bonna abandaba bansekerera;+Beenyinyimbwa era banyeenya emitwe gyabwe olw’obunyoomi nga bagamba nti:+
67 Awo ne bamuwandulira amalusu mu maaso,+ era ne bamukuba ebikonde.+ Abalala ne bamukuba empi mu maaso,+ 68 nga bagamba nti: “Ggwe Kristo, bw’oba oli nnabbi, tubuulire ani akukubye?”
66 Olw’ensonga eyo, bangi ku bayigirizwa baddira ebintu bye baali balese,+ ne balekera awo okutambula naye.
4 Bwe mujja gy’ali, ejjinja eddamu abantu lye baagaana+ naye Katonda lye yalonda, era ery’omuwendo ennyo gy’ali,+