Okubikkulirwa 21:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 N’aŋŋamba nti: “Bituukiridde! Nze Alufa era nze Omega,* olubereberye era enkomerero.+ Oyo alumwa ennyonta ndimuwa amazzi agava mu nsulo ez’amazzi ag’obulamu ku bwereere.+ Okubikkulirwa 22:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Omwoyo n’omugole+ tebirekera awo kugamba nti: “Jjangu!” Era buli awulira agambe nti: “Jjangu!” Era buli alumwa ennyonta ajje;+ buli ayagala atwale amazzi ag’obulamu ku bwereere.+
6 N’aŋŋamba nti: “Bituukiridde! Nze Alufa era nze Omega,* olubereberye era enkomerero.+ Oyo alumwa ennyonta ndimuwa amazzi agava mu nsulo ez’amazzi ag’obulamu ku bwereere.+
17 Omwoyo n’omugole+ tebirekera awo kugamba nti: “Jjangu!” Era buli awulira agambe nti: “Jjangu!” Era buli alumwa ennyonta ajje;+ buli ayagala atwale amazzi ag’obulamu ku bwereere.+