Ezeekyeri 18:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 “‘Omuntu omubi bw’aleka ebibi byonna by’abadde akola, n’akwata amateeka gange gonna era n’akola eby’obwenkanya n’eby’obutuukirivu, ajja kusigala nga mulamu, tajja kufa.+ Ebikolwa 3:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 “N’olwekyo, mwenenye,+ mukyuke,+ ebibi byammwe bisangulwe,+ Yakuwa* kennyini alyoke abawe ekiwummulo,
21 “‘Omuntu omubi bw’aleka ebibi byonna by’abadde akola, n’akwata amateeka gange gonna era n’akola eby’obwenkanya n’eby’obutuukirivu, ajja kusigala nga mulamu, tajja kufa.+
19 “N’olwekyo, mwenenye,+ mukyuke,+ ebibi byammwe bisangulwe,+ Yakuwa* kennyini alyoke abawe ekiwummulo,