Okubala 23:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Katonda si muntu nti asobola okulimba,+Era si mwana wa muntu nti asobola okukyusa ebirowoozo bye.*+ Bw’abaako ky’agambye, takikola? Bw’ayogera ekintu, takituukiriza?+ Isaaya 46:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Mpita ekinyonyi ekirya ennyama okuva ebuvanjuba,+Mpita omuntu okuva mu nsi eri ewala okutuukiriza kye nsazeewo.*+ Njogedde, era nja kukituukiriza. Nkiteeseteese, era nja kukikola.+
19 Katonda si muntu nti asobola okulimba,+Era si mwana wa muntu nti asobola okukyusa ebirowoozo bye.*+ Bw’abaako ky’agambye, takikola? Bw’ayogera ekintu, takituukiriza?+
11 Mpita ekinyonyi ekirya ennyama okuva ebuvanjuba,+Mpita omuntu okuva mu nsi eri ewala okutuukiriza kye nsazeewo.*+ Njogedde, era nja kukituukiriza. Nkiteeseteese, era nja kukikola.+