-
Isaaya 59:7, 8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Ebigere byabwe bidduka okukola ebintu ebibi,
Era banguwa okuyiwa omusaayi ogutaliiko musango.+
Ebirowoozo byabwe bya kabi;
Amakubo gaabwe galimu okuzikiriza n’ennaku.+
8 Tebamanyi kkubo lya mirembe,
Era mu makubo gaabwe temuli bwenkanya.+
Bakyamya enguudo zaabwe;
Tewali n’omu azitambulirako alimanya emirembe.+
-