LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 50:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Katonda waffe ajja kujja, era tajja kusirika.+

      Mu maaso ge waliwo omuliro ogusaanyaawo,+

      Era yeetooloddwa omuyaga ogukunta.+

  • Zabbuli 50:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 Bwe wakola ebintu ebyo nnasirika,

      N’olowooza nti nja kuba nga ggwe.

      Naye kaakano nja kukunenya,

      Era nja kukulaga ensobi zo.+

  • Yeremiya 16:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Okusooka, nja kubasasula mu bujjuvu ekyo ekigwanira ensobi zaabwe n’ebibi byabwe,+

      Kubanga boonoonye ensi yange n’ebifaananyi* byabwe ebyenyinyaza ebitalina bulamu

      Era obusika bwange babujjuzza ebintu byabwe eby’omuzizo.’”+

  • Ezeekyeri 11:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 “‘“Naye abo abamaliridde okweyongera okukola ebintu byabwe ebyenyinyaza n’ebikolwa byabwe eby’omuzizo nja kubasasula okusinziira ku makubo gaabwe,” bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share