2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 29:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 29 Keezeekiya+ yafuuka kabaka ng’alina emyaka 25, era yafugira emyaka 29 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Abiya muwala wa Zekkaliya.+ 2 Yakolanga ebirungi mu maaso ga Yakuwa+ nga jjajjaawe Dawudi bwe yakolanga.+ 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 32:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Naye Kabaka Keezeekiya ne nnabbi Isaaya+ mutabani wa Amozi ne basaba Katonda ali mu ggulu era ne bamukaabirira abayambe olw’ekyo.+
29 Keezeekiya+ yafuuka kabaka ng’alina emyaka 25, era yafugira emyaka 29 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Abiya muwala wa Zekkaliya.+ 2 Yakolanga ebirungi mu maaso ga Yakuwa+ nga jjajjaawe Dawudi bwe yakolanga.+
20 Naye Kabaka Keezeekiya ne nnabbi Isaaya+ mutabani wa Amozi ne basaba Katonda ali mu ggulu era ne bamukaabirira abayambe olw’ekyo.+