-
Yoswa 10:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Bwe baali badduka Abayisirayiri nga baserengeta e Besu-kolooni, Yakuwa n’asuula amayinja amanene ag’omuzira okuva mu ggulu ne gabakuba okutuukira ddala e Azeka, ne basaanawo. Era abo abaafa amayinja ag’omuzira baali bangi okusinga abo Abayisirayiri be batta n’ekitala.
-