Zabbuli 119:165 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 165 Abo abaagala amateeka go baba n’emirembe mingi;+Tewali kiyinza kubeesittaza. Isaaya 55:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Kubanga mulifuluma nga musanyuka,+Era mulikomezebwawo mu mirembe.+ Ensozi n’obusozi birijaganya ne byogerera waggulu n’essanyu nga mutuuse,+N’emiti gyonna egy’oku ttale girikuba mu ngalo.+
12 Kubanga mulifuluma nga musanyuka,+Era mulikomezebwawo mu mirembe.+ Ensozi n’obusozi birijaganya ne byogerera waggulu n’essanyu nga mutuuse,+N’emiti gyonna egy’oku ttale girikuba mu ngalo.+