2 Bassekabaka 18:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Mu mwaka ogw’ekkumi n’ena ogw’obufuzi bwa Kabaka Keezeekiya, Sennakeribu kabaka wa Bwasuli+ yalumba ebibuga bya Yuda byonna ebiriko bbugwe n’abiwamba.+ Isaaya 10:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Laba, Bwasuli+Gwe muggo gwe nkozesa okwoleka obusungu bwange,+Era nkozesa omuggo oguli mu ngalo ze okubonereza!
13 Mu mwaka ogw’ekkumi n’ena ogw’obufuzi bwa Kabaka Keezeekiya, Sennakeribu kabaka wa Bwasuli+ yalumba ebibuga bya Yuda byonna ebiriko bbugwe n’abiwamba.+
5 Laba, Bwasuli+Gwe muggo gwe nkozesa okwoleka obusungu bwange,+Era nkozesa omuggo oguli mu ngalo ze okubonereza!