Isaaya 12:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+ Zeffaniya 3:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Yakuwa Katonda wo ali wakati mu ggwe.+ Ajja kukulokola ng’omulwanyi omuzira. Ajja kukusanyukira era ajja kujaganya nnyo.+ Ajja kusirika olw’okuba ajja kuba mumativu olw’okukulaga okwagala. Ajja kukusanyukira ng’ayogerera waggulu n’essanyu.
2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+
17 Yakuwa Katonda wo ali wakati mu ggwe.+ Ajja kukulokola ng’omulwanyi omuzira. Ajja kukusanyukira era ajja kujaganya nnyo.+ Ajja kusirika olw’okuba ajja kuba mumativu olw’okukulaga okwagala. Ajja kukusanyukira ng’ayogerera waggulu n’essanyu.