LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 25:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 “‘Naye emyaka 70 bwe giriggwaako,+ ndisasula* kabaka wa Babulooni n’eggwanga eryo olw’ensobi zaabwe,’+ Yakuwa bw’agamba, ‘era ensi y’Abakaludaaya ndigifuula matongo emirembe n’emirembe.+

  • Yeremiya 25:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Amawanga mangi ne bakabaka ab’amaanyi+ balibafuula baddu,+ era amawanga ago ndigasasula okusinziira ku mirimu gyago ne ku ebyo bye gaakola n’emikono gyago.’”+

  • Yeremiya 50:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Mulaye enduulu z’olutalo ku njuyi ze zonna.

      Awanise.*

      Empagi ze zigudde, bbugwe we amenyeddwa,+

      Kubanga Yakuwa awooledde eggwanga.+

      Mumuwoolereko eggwanga.

      Mumukole nga bwe yakola.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share