2 Bassekabaka 21:19, 20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Amoni+ yalina emyaka 22 we yatandikira okufuga, era yafugira emyaka ebiri mu Yerusaalemi.+ Nnyina yali ayitibwa Mesulemesi, muwala wa Kaluzi ow’e Yotuba. 20 Amoni yeeyongera okukola ebibi mu maaso ga Yakuwa, nga kitaawe Manase bwe yakola.+
19 Amoni+ yalina emyaka 22 we yatandikira okufuga, era yafugira emyaka ebiri mu Yerusaalemi.+ Nnyina yali ayitibwa Mesulemesi, muwala wa Kaluzi ow’e Yotuba. 20 Amoni yeeyongera okukola ebibi mu maaso ga Yakuwa, nga kitaawe Manase bwe yakola.+