Isaaya 51:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Yakuwa alibudaabuda Sayuuni.+ Alizzaawo* ebyakyo byonna ebyayonoonebwa,+Era eddungu lyakyo alirifuula nga Edeni+N’ensenyi zaakyo alizifuula ng’olusuku lwa Yakuwa.+ Okujaganya n’okusanyuka biribeera mu kyo,N’okwebaza n’ennyimba ennungi.+ Isaaya 65:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Nja kusanyuka olwa Yerusaalemi, era nja kujaguza olw’abantu bange;+Tewajja kuddamu kuwulirwayo ddoboozi lya kukaaba oba okutema emiranga olw’ennaku.”+
3 Yakuwa alibudaabuda Sayuuni.+ Alizzaawo* ebyakyo byonna ebyayonoonebwa,+Era eddungu lyakyo alirifuula nga Edeni+N’ensenyi zaakyo alizifuula ng’olusuku lwa Yakuwa.+ Okujaganya n’okusanyuka biribeera mu kyo,N’okwebaza n’ennyimba ennungi.+
19 Nja kusanyuka olwa Yerusaalemi, era nja kujaguza olw’abantu bange;+Tewajja kuddamu kuwulirwayo ddoboozi lya kukaaba oba okutema emiranga olw’ennaku.”+