-
Makko 14:70Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
70 Era Peetero ne yeegaana. Oluvannyuma lw’akaseera katono, abo abaali bayimiridde awo ne bagamba Peetero nti: “Mazima ddala oli omu ku bo kubanga oli Mugaliraaya.”
-
-
Ebikolwa 1:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 ne babagamba nti: “Abasajja b’e Ggaliraaya, lwaki muyimiridde nga mutunudde waggulu? Yesu ono abaggiddwako n’atwalibwa waggulu alidda mu ngeri y’emu nga bwe mumulabye ng’agenda waggulu.”
-