LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ebikolwa 3:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 kyokka ne mutta Omubaka Omukulu ow’obulamu.+ Naye Katonda yamuzuukiza okuva mu bafu era ekyo tukiwaako obujulirwa.+

  • Abaruumi 4:24
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 24 naye era ne ku lwaffe abajja okubalibwa ng’abatuukirivu, kubanga tukkiriza Oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe okuva mu bafu.+

  • 1 Abakkolinso 6:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Naye Katonda yazuukiza Mukama waffe+ era naffe ajja kutuzuukiza+ okuyitira mu maanyi ge.+

  • Abakkolosaayi 2:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Kubanga mwaziikibwa wamu naye mu kubatizibwa kwe,+ era olw’enkolagana gye mulina naye, nammwe mwazuukizibwa+ wamu naye okuyitira mu kukkiriza kwe mulina mu maanyi ga Katonda eyamuzuukiza mu bafu.+

  • Abebbulaniya 13:20
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 20 Kale Katonda ow’emirembe eyazuukiza omusumba w’endiga omukulu,+ Mukama waffe Yesu, ng’alina omusaayi ogw’endagaano ey’olubeerera,

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share