Ekyamateeka 32:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Bo bennyini be beeyisizza obubi.+ Si baana be, ensobi yaabwe.+ Mulembe ogwakyama!+ Zabbuli 78:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Bwe batyo tebandibadde nga bajjajjaabwe,Omulembe ogw’emputtu era omujeemu,+Omulembe ogwalina omutima ogutateredde,*+Era omulembe ogutaali mwesigwa eri Katonda.
8 Bwe batyo tebandibadde nga bajjajjaabwe,Omulembe ogw’emputtu era omujeemu,+Omulembe ogwalina omutima ogutateredde,*+Era omulembe ogutaali mwesigwa eri Katonda.