Yokaana 16:2, 3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Abantu balibagoba mu makuŋŋaaniro.+ Mu butuufu, ekiseera kijja, buli anaabatta+ alowooze nti aweereza Katonda. 3 Naye bajja kukola ebintu ebyo kubanga Kitange tebamumanyi era nange tebammanyi.+ 1 Timoseewo 1:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 wadde ng’edda nnali muvvoozi, ayigganya abalala, era atawa balala kitiibwa.+ Naye nnasaasirwa kubanga nnabikolanga mu butamanya era nga sirina kukkiriza.
2 Abantu balibagoba mu makuŋŋaaniro.+ Mu butuufu, ekiseera kijja, buli anaabatta+ alowooze nti aweereza Katonda. 3 Naye bajja kukola ebintu ebyo kubanga Kitange tebamumanyi era nange tebammanyi.+
13 wadde ng’edda nnali muvvoozi, ayigganya abalala, era atawa balala kitiibwa.+ Naye nnasaasirwa kubanga nnabikolanga mu butamanya era nga sirina kukkiriza.