LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 118:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Ejjinja abazimbi lye baagaana

      Lye lifuuse ejjinja ekkulu ery’oku nsonda.*+

  • Isaaya 50:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 Omugongo gwange nnaguwaayo eri abo abankuba,

      N’amatama gange eri abo abaagakuunyuulako ebirevu.

      Obwenyi bwange saabukweka bintu biswaza na kuwandulirwa malusu.+

  • Isaaya 53:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Yatulugunyizibwa* era n’atwalibwa nga tasaliddwa musango mu bwenkanya;

      Ani alifaayo okumanya ebikwata ku nsibuko ye?*

      Kubanga yaggibwa mu nsi y’abalamu;+

      Yattibwa olw’ebyonoono by’abantu bange.+

  • Danyeri 9:26
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 26 “Oluvannyuma lwa wiiki 62 Masiya alittibwa+ nga talina ky’alina.+

      “N’abantu b’omukulembeze alijja balizikiriza ekibuga n’ekifo ekitukuvu,+ era kirizikirizibwa na mataba. Era okutuusa ku nkomerero walibaawo olutalo; ekisaliddwawo kwe kuzikirizibwa.+

  • Lukka 22:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 N’abagamba nti: “Njagadde nnyo okulya nammwe Okuyitako kuno nga sinnaba kubonyaabonyezebwa;

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share