-
Lukka 22:19, 20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Era n’akwata omugaati,+ ne yeebaza, n’agumenyamu, n’agubawa ng’agamba nti: “Guno gukiikirira omubiri gwange+ ogugenda okuweebwayo ku lwammwe.+ Mukolenga bwe mutyo okunzijukiranga.”+ 20 Era n’akola bw’atyo ne ku kikopo nga bamaze okulya eky’ekiro, n’agamba nti: “Ekikopo kino kikiikirira endagaano empya+ ekoleddwa olw’omusaayi gwange+ ogugenda okuyiibwa ku lwammwe.+
-