-
Abebbulaniya 9:13, 14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Bwe kiba nti omusaayi gw’embuzi n’ogw’ente ennume+ n’evvu ly’ente enduusi ebimansirwa ku abo abatali balongoofu bibatukuza ne baba balongoofu mu mubiri,+ 14 omusaayi gwa Kristo+ eyeewaayo eri Katonda nga ssaddaaka etaliiko kamogo okuyitira mu mwoyo ogutaggwaawo, teguusingewo nnyo okunaaza omuntu waffe ow’omunda okuva mu bikolwa ebifu+ tusobole okuweereza Katonda omulamu mu buweereza obutukuvu?+
-