Yokaana 14:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Sijja kwogera bingi nammwe, kubanga omufuzi w’ensi+ ajja, era tanninaako buyinza.+ Abeefeso 2:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 bye mwatambulirangamu edda nga mutuukana n’enteekateeka y’ebintu* ey’ensi eno,+ era nga mutuukana n’ebyo omufuzi w’obuyinza obw’empewo+ by’ayagala, omwoyo+ ogukolera kaakano mu baana ab’obujeemu. 1 Yokaana 5:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Tumanyi nti tuli ba Katonda, naye ensi yonna eri mu buyinza bw’omubi.+
2 bye mwatambulirangamu edda nga mutuukana n’enteekateeka y’ebintu* ey’ensi eno,+ era nga mutuukana n’ebyo omufuzi w’obuyinza obw’empewo+ by’ayagala, omwoyo+ ogukolera kaakano mu baana ab’obujeemu.