Isaaya 64:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Naye kaakano, Ai Yakuwa, ggwe Kitaffe.+ Ffe tuli bbumba, era ggwe Mubumbi waffe;*+ Ffenna tuli mulimu gwa mikono gyo. Ebikolwa 9:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Naye Mukama waffe n’amugamba nti: “Genda, kubanga omusajja oyo kibya kye nnonze+ okutwala erinnya lyange eri ab’amawanga,+ eri bakabaka,+ n’eri abaana ba Isirayiri. 1 Abakkolinso 15:47 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 47 Omuntu eyasooka yava mu nsi era yakolebwa mu nfuufu;+ omuntu ow’okubiri yava mu ggulu.+
8 Naye kaakano, Ai Yakuwa, ggwe Kitaffe.+ Ffe tuli bbumba, era ggwe Mubumbi waffe;*+ Ffenna tuli mulimu gwa mikono gyo.
15 Naye Mukama waffe n’amugamba nti: “Genda, kubanga omusajja oyo kibya kye nnonze+ okutwala erinnya lyange eri ab’amawanga,+ eri bakabaka,+ n’eri abaana ba Isirayiri.