LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okulangirira ebikolwa bya Katonda eby’ekitalo

        • Yakuwa, kiddukiro ekinywevu (9)

        • Okumanya erinnya lya Katonda kitegeeza kumwesiga (10)

Zabbuli 9:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2026

Zabbuli 9:1

Marginal References

  • +1By 16:12; 29:11; Kub 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2001, lup. 12-13

Zabbuli 9:2

Marginal References

  • +Zb 28:7

Zabbuli 9:3

Marginal References

  • +Zb 56:9

Zabbuli 9:4

Marginal References

  • +Zb 89:14; 1Pe 2:23

Zabbuli 9:5

Marginal References

  • +Ma 9:4

Zabbuli 9:6

Marginal References

  • +Ma 25:19

Zabbuli 9:7

Marginal References

  • +Zb 90:2; 1Ti 1:17
  • +Bar 14:10; Kub 20:11

Zabbuli 9:8

Marginal References

  • +Lub 18:25; Zb 85:11; Is 26:9
  • +Zb 96:13; 98:9; Bik 17:31

Zabbuli 9:9

Marginal References

  • +Zb 91:2
  • +Zb 46:1; 54:7

Zabbuli 9:10

Marginal References

  • +Zb 91:14; Nge 18:10; Yer 16:21
  • +2By 20:12; Zb 25:15; 2Ko 1:10

Zabbuli 9:11

Marginal References

  • +Zb 96:10; 107:19, 22; Is 12:3, 4

Zabbuli 9:12

Marginal References

  • +Lub 4:9, 10; 9:5; Ma 32:43; 2Sk 9:24, 26; 24:3, 4; Luk 11:49-51
  • +Kuv 3:7; Zb 72:13, 14; Luk 18:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 30

Zabbuli 9:13

Marginal References

  • +Zb 30:3; Is 38:9, 10; Kub 1:17, 18

Zabbuli 9:14

Marginal References

  • +Yer 17:19, 20
  • +Zb 13:5; 20:5

Zabbuli 9:15

Marginal References

  • +Ma 32:35; Nge 5:22

Zabbuli 9:16

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kuv 14:4; Yos 2:10; 2Sk 19:19
  • +Nge 26:27; Is 3:11

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2022

Zabbuli 9:17

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Zabbuli 9:18

Marginal References

  • +Zb 12:5; 72:4
  • +Zb 10:17; Mat 5:5

Zabbuli 9:19

Marginal References

  • +Lub 18:25; Zb 82:8

Zabbuli 9:20

Marginal References

  • +Kuv 15:16; 23:27

General

Zab. 9:11By 16:12; 29:11; Kub 4:11
Zab. 9:2Zb 28:7
Zab. 9:3Zb 56:9
Zab. 9:4Zb 89:14; 1Pe 2:23
Zab. 9:5Ma 9:4
Zab. 9:6Ma 25:19
Zab. 9:7Zb 90:2; 1Ti 1:17
Zab. 9:7Bar 14:10; Kub 20:11
Zab. 9:8Lub 18:25; Zb 85:11; Is 26:9
Zab. 9:8Zb 96:13; 98:9; Bik 17:31
Zab. 9:9Zb 91:2
Zab. 9:9Zb 46:1; 54:7
Zab. 9:10Zb 91:14; Nge 18:10; Yer 16:21
Zab. 9:102By 20:12; Zb 25:15; 2Ko 1:10
Zab. 9:11Zb 96:10; 107:19, 22; Is 12:3, 4
Zab. 9:12Lub 4:9, 10; 9:5; Ma 32:43; 2Sk 9:24, 26; 24:3, 4; Luk 11:49-51
Zab. 9:12Kuv 3:7; Zb 72:13, 14; Luk 18:7
Zab. 9:13Zb 30:3; Is 38:9, 10; Kub 1:17, 18
Zab. 9:14Yer 17:19, 20
Zab. 9:14Zb 13:5; 20:5
Zab. 9:15Ma 32:35; Nge 5:22
Zab. 9:16Kuv 14:4; Yos 2:10; 2Sk 19:19
Zab. 9:16Nge 26:27; Is 3:11
Zab. 9:18Zb 12:5; 72:4
Zab. 9:18Zb 10:17; Mat 5:5
Zab. 9:19Lub 18:25; Zb 82:8
Zab. 9:20Kuv 15:16; 23:27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 9:1-20

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ku Musulabbeni.* Zabbuli ya Dawudi.

א [Alefu]

9 Ai Yakuwa, nnaakutenderezanga n’omutima gwange gwonna;

Nnaayogeranga ku bikolwa byo byonna eby’ekitalo.+

 2 Nnaasanyukanga era ne njagulizanga mu ggwe;

Nnaayimbanga ennyimba ezitendereza erinnya lyo, Ai ggwe Asingayo Okuba Waggulu.+

ב [Besu]

 3 Abalabe bange bwe banadduka ne baddayo,+

Bajja kwesittala basaanewo okuva mu maaso go.

 4 Kubanga ondaze obwenkanya n’ompolereza;

Otuula ku ntebe yo n’olamula mu butuukirivu.+

ג [Gimeri]

 5 Onenyezza amawanga+ n’ozikiriza ababi,

Erinnya lyabwe n’olisangulirawo ddala emirembe n’emirembe.

 6 Abalabe bazikiriridde ddala;

Ebibuga byabwe obiggyeewo,

Tebaliddamu kujjukirwa.+

ה [Ke]

 7 Yakuwa atudde ku ntebe ye emirembe n’emirembe;+

Yassaawo entebe ye kw’alamulira mu bwenkanya.+

 8 Ajja kulamula ensi mu butuukirivu;+

Ajja kulamula amawanga mu bwenkanya.+

ו [Wawu]

 9 Yakuwa ajja kuba kiddukiro eri abo abanyigirizibwa,+

Ekiddukiro mu biseera ebizibu.+

10 Abo abamanyi erinnya lyo banaakwesiganga;+

Abo abakunoonya tolibaabulira, Ai Yakuwa.+

ז [Zayini]

11 Muyimbire Yakuwa abeera mu Sayuuni;

Mumanyise ebikolwa bye mu mawanga.+

12 Oyo awoolera eggwanga olw’omusaayi gwabwe ogwayiibwa abajjukira;+

Talyerabira kukaaba kw’abo ababonyaabonyezebwa.+

ח [Kesu]

13 Nkwatirwa ekisa, Ai Yakuwa; laba engeri abo abatanjagala gye bambonyaabonyaamu,

Ggwe annyimusa okunzigya ku miryango gy’okufa,+

14 Ndyoke nnangirire ebikolwa byo eby’ettendo mu miryango gya muwala wa Sayuuni,+

Era nsanyukire mu bikolwa byo eby’obulokozi.+

ט [Tesu]

15 Amawanga gagudde mu kinnya kye gaasima;

Ekigere kyago kikwatiddwa mu kitimba kye gaatega.+

16 Yakuwa yeemanyisa olw’emisango gy’asala.+

Ababi bakwatiddwa mu ebyo bye bakola n’emikono gyabwe.+

Kiggayoni.* (Seera)

י [Yodi]

17 Ababi bajja kugenda emagombe,*

Amawanga gonna ageerabira Katonda.

18 Naye abaavu tebeerabirwenga ennaku zonna,+

So n’essuubi ly’abawombeefu teriibenga lya bwereere.+

כ [Kafu]

19 Situka, Ai Yakuwa! Tokkiriza muntu kuwangula.

Amawanga ka gasalirwe omusango mu maaso go.+

20 Baleetere okutya, Ai Yakuwa,+

Amawanga ka gamanye nti go bantu buntu. (Seera)

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share