LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Kaabakuuku 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Nnabbi asaba okumuyamba (1-4)

        • “Ai Yakuwa, ndituusa wa?” (2)

        • ‘Lwaki ogumiikiriza ebikolwa ebibi?’ (3)

      • Katonda akozesa Abakaludaaya okutuukiriza omusango (5-11)

      • Nnabbi awanjagira Yakuwa (12-17)

        • ‘Katonda wange, ggwe tofa’ (12)

        • ‘Oli mulongoofu nnyo, tosobola kutunuulira bintu bibi (13)

Kaabakuuku 1:1

Footnotes

  • *

    Liyinza okuba litegeeza, “Okuwambaatira n’Amaanyi.”

Kaabakuuku 1:2

Footnotes

  • *

    Oba, “n’otolokola.”

Marginal References

  • +Zb 13:1
  • +Zb 22:1; 74:10; Kub 6:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2000, lup. 14

    2/1/2000, lup. 14-15

    2/1/2000, lup. 4

    1/1/2000, lup. 13

Kaabakuuku 1:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 14

Kaabakuuku 1:4

Marginal References

  • +Yob 12:6; Zb 12:8; Mub 8:11; Is 1:21; Bik 7:52, 53

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 14-15

Kaabakuuku 1:5

Marginal References

  • +Is 28:21; 29:14; Kuk 4:11, 12; Bik 13:40, 41

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 15

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    11/2017, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 10

    2/1/2000, lup. 16-17, 19

    6/1/1992, lup. 12

Kaabakuuku 1:6

Marginal References

  • +Yer 22:7; 46:2
  • +Ma 28:49-51; Yer 5:15-17; 6:22, 23; Ezk 23:22, 23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 15

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    11/2017, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 10

    2/1/2000, lup. 17

Kaabakuuku 1:7

Marginal References

  • +Yer 39:5-7; Dan 5:18, 19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 17

Kaabakuuku 1:8

Marginal References

  • +Yer 5:6
  • +Yer 4:13; Kuk 4:19; Ezk 17:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 17

Kaabakuuku 1:9

Marginal References

  • +Yer 25:9
  • +Is 27:8; Ezk 17:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 17

Kaabakuuku 1:10

Marginal References

  • +2Sk 24:12
  • +Yer 32:24; 52:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 17

Kaabakuuku 1:11

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “amaanyi gaabwe ye katonda waabwe.”

Marginal References

  • +Is 47:5, 6; Yer 51:24; Zek 1:15
  • +Dan 5:1, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 17

Kaabakuuku 1:12

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “tetulifa.”

  • *

    Oba, “okutukangavvula.”

Marginal References

  • +Zb 90:2; 93:2; Kub 1:8
  • +1Ti 1:17; Kub 15:3
  • +Ma 32:4
  • +Yer 30:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 17-18

Kaabakuuku 1:13

Marginal References

  • +Zb 5:4, 5
  • +Yer 12:1
  • +Zb 35:21, 22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 18

Kaabakuuku 1:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 18

Kaabakuuku 1:15

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Abakaludaaya.

Marginal References

  • +Yer 50:11

Kaabakuuku 1:16

Footnotes

  • *

    Oba, “omukka gwa ssaddaaka.”

Kaabakuuku 1:17

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “okusowolayo ekitala kye?”

Marginal References

  • +2By 36:17; Nak 3:7

General

Kaab. 1:2Zb 13:1
Kaab. 1:2Zb 22:1; 74:10; Kub 6:10
Kaab. 1:4Yob 12:6; Zb 12:8; Mub 8:11; Is 1:21; Bik 7:52, 53
Kaab. 1:5Is 28:21; 29:14; Kuk 4:11, 12; Bik 13:40, 41
Kaab. 1:6Yer 22:7; 46:2
Kaab. 1:6Ma 28:49-51; Yer 5:15-17; 6:22, 23; Ezk 23:22, 23
Kaab. 1:7Yer 39:5-7; Dan 5:18, 19
Kaab. 1:8Yer 5:6
Kaab. 1:8Yer 4:13; Kuk 4:19; Ezk 17:3
Kaab. 1:9Is 27:8; Ezk 17:10
Kaab. 1:9Yer 25:9
Kaab. 1:102Sk 24:12
Kaab. 1:10Yer 32:24; 52:7
Kaab. 1:11Is 47:5, 6; Yer 51:24; Zek 1:15
Kaab. 1:11Dan 5:1, 4
Kaab. 1:12Zb 90:2; 93:2; Kub 1:8
Kaab. 1:121Ti 1:17; Kub 15:3
Kaab. 1:12Ma 32:4
Kaab. 1:12Yer 30:11
Kaab. 1:13Zb 5:4, 5
Kaab. 1:13Yer 12:1
Kaab. 1:13Zb 35:21, 22
Kaab. 1:15Yer 50:11
Kaab. 1:172By 36:17; Nak 3:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Kaabakuuku 1:1-17

Kaabakuuku

1 Obubaka nnabbi Kaabakuuku* bwe yafuna mu kwolesebwa:

 2 Ai Yakuwa, ndituusa wa okukukoowoola onnyambe, naye n’otowuliriza?+

Ndituusa wa okukukoowoola otuwonye ebikolwa eby’obukambwe, naye n’otobaako ky’okolawo?*+

 3 Lwaki ondeka okulaba ebikolwa ebibi?

Era lwaki ogumiikiriza ebikolwa eby’okubonyaabonya abalala?

Lwaki okuzikiriza n’ebikolwa eby’obukambwe biri mu maaso gange?

Era lwaki ennyombo n’enkaayana bingi nnyo?

 4 Amateeka tegakyakola

Era tewakyali bwenkanya.

Ababi bakajjala ku batuukirivu,

Eyo ye nsonga lwaki obwenkanya bunyooleddwanyooleddwa.+

 5 “Mutunuulire amawanga, mwetegereze!

Musamaalirire era muwuniikirire;

Waliwo ekijja okubaawo mu nnaku zammwe

Kye mutajja kukkiriza ne bwe kinaabagambibwa.+

 6 Laba ndeeta Abakaludaaya,+

Eggwanga ekkambwe era eribama obubami.

Batalaaga ebitundu by’ensi eby’ewala

Okutwala ensi ezitali zaabwe.+

 7 Ba ntiisa era abantu babatya.

Beeteerawo amateeka era beewa obuyinza.+

 8 Embalaasi zaabwe zidduka okusinga engo,

Era nkambwe okusinga emisege bwe gibeera ekiro.+

Embalaasi zaabwe ez’olutalo ziwenyuka;

Embalaasi zaabwe ziva wala nnyo.

Zikka ng’empungu eyanguwa okukwata eky’okulya.+

 9 Bonna bajja nga bamaliridde okukola eby’obukambwe.+

Amaaso gaabwe gatunudde gye balaga ng’embuyaga ey’ebuvanjuba.+

Era bakuŋŋaanya abawambe ng’omusenyu.

10 Banyooma bakabaka,

Era basekerera abaami.+

Basekerera buli kigo;+

Batuuma ettaka ne bakiwamba.

11 Oluvannyuma beeyongerayo nga balinga embuyaga ne bayita mu nsi,

Naye balibaako omusango+

Olw’okuba bagamba nti katonda waabwe y’abawa amaanyi.”*+

12 Ai Yakuwa, tobaddeewo okuva edda n’edda?+

Ai Katonda wange, Omutukuvu wange, ggwe tofa.*+

Ai Yakuwa, wabalonda okutuukiriza omusango ogwasalibwa;

Ai ggwe Olwazi lwange,+ wabateekawo okutubonereza.*+

13 Amaaso go malongoofu nnyo, tegasobola kutunuulira bintu bibi,

Era tosobola kugumiikiriza bintu bibi.+

Kati lwaki ogumiikiriza abakuusakuusa+

Era n’osirika busirisi ng’omubi amira oyo amusinga obutuukirivu?+

14 Lwaki oleka abantu okuyisibwa ng’ebyenyanja ebiri mu nnyanja,

Ng’ebyewalula ebitalina abifuga?

15 Abo bonna abaggyayo* ng’akozesa eddobo.

Abawalulira mu kitimba kye,

Era abakuŋŋaanyiza mu katimba ke.

Eyo ye nsonga lwaki asanyuka nnyo.+

16 Eyo ye nsonga lwaki awaayo ssaddaaka* eri ekitimba kye,

Era awaayo ssaddaaka eri akatimba ke;

Kubanga bireetera omugabo gwe okuba omusava,

N’emmere ye nnungi nnyo.

17 Kati olwo aneeyongera bweyongezi kufukumula ebiri mu kitimba kye?*

Anaagenda mu maaso okutta amawanga awatali kusaasira?+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share