LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 32
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abo abasonyiyibwa ensobi baba basanyufu

        • “Nnakwatulira ekibi kyange” (5)

        • Katonda akuwa amagezi (8)

Zabbuli 32:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Zabbuli 32:1

Footnotes

  • *

    Oba, “oyo ekibi kye ekibikkiddwako.”

Marginal References

  • +Is 1:18; Bik 3:19

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

Zabbuli 32:2

Marginal References

  • +Bar 4:7, 8

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

Zabbuli 32:3

Marginal References

  • +Nge 28:13

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9

    10/1/1992, lup. 12-13

Zabbuli 32:4

Marginal References

  • +Zb 38:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2009, lup. 3

    3/1/1993, lup. 9

    10/1/1992, lup. 12-13

Zabbuli 32:5

Marginal References

  • +Zb 38:18; 51:4; 1Yo 1:9
  • +Lev 5:5; Zb 41:4
  • +2Sa 12:13; Zb 86:5; 103:3; Is 44:22

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 262

Zabbuli 32:6

Marginal References

  • +Zb 65:2, 3
  • +Zb 69:13; Is 55:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1999, lup. 18

Zabbuli 32:7

Marginal References

  • +Zb 9:9
  • +Kuv 15:1; 2Sa 22:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2021, lup. 6

Zabbuli 32:8

Marginal References

  • +Zb 86:11
  • +Nge 3:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 4

    10/1/1989, lup. 3-7

Zabbuli 32:9

Marginal References

  • +Nge 26:3; Yer 8:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 32

Zabbuli 32:10

Marginal References

  • +Zb 34:8; Nge 13:21; 16:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2021, lup. 6

General

Zab. 32:1Is 1:18; Bik 3:19
Zab. 32:2Bar 4:7, 8
Zab. 32:3Nge 28:13
Zab. 32:4Zb 38:2
Zab. 32:5Zb 38:18; 51:4; 1Yo 1:9
Zab. 32:5Lev 5:5; Zb 41:4
Zab. 32:52Sa 12:13; Zb 86:5; 103:3; Is 44:22
Zab. 32:6Zb 65:2, 3
Zab. 32:6Zb 69:13; Is 55:6
Zab. 32:7Zb 9:9
Zab. 32:7Kuv 15:1; 2Sa 22:1
Zab. 32:8Zb 86:11
Zab. 32:8Nge 3:6
Zab. 32:9Nge 26:3; Yer 8:6
Zab. 32:10Zb 34:8; Nge 13:21; 16:20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 32:1-11

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi. Masukiri.*

32 Alina essanyu oyo asonyiyiddwa ensobi ye, oyo asonyiyiddwa ekibi kye.*+

 2 Alina essanyu oyo Yakuwa gw’atwala nti taliiko musango,+

Oyo alina omutima ogutaliimu bulimba.

 3 Bwe nnasirika, amagumba gange gaggwerera olw’okuba nnali nsinda okuzibya obudde.+

 4 Kubanga emisana n’ekiro omukono gwo gwanzitoowereranga.+

Amaanyi gange gaakalira ng’amazzi bwe gakalira mu bbugumu eribaawo mu kiseera eky’omusana. (Seera)

 5 Kyaddaaki nnakwatulira ekibi kyange;

Saabikka ku nsobi yange.+

Nnagamba nti: “Nja kwatulira Yakuwa ebyonoono byange.”+

Era wansonyiwa ensobi zange n’ebibi byange.+ (Seera)

 6 Eyo ye nsonga lwaki buli muntu omwesigwa anaasabanga ggwe+

Ng’okyayinza okufunika.+

Olwo n’amazzi aganjaala tegalimutuukako.

 7 Oli kifo kyange eky’okwekwekamu;

Ojja kunkuuma nneme kulaba nnaku.+

Ojja kunneetoolooza amaloboozi ag’essanyu ag’okulokolebwa.+ (Seera)

 8 Wagamba nti: “Nja kukuwa amagezi era nkulage ekkubo ly’olina okuyitamu.+

Nja kukubuulirira ng’eriiso lyange likuliko.+

 9 Tobeera ng’embalaasi oba ennyumbu etalina magezi,+

Gy’olina okusooka okuteeka ekyuma mu kamwa n’enkoba mu kifuba okugikkakkanya

N’eryoka ejja w’oli.”

10 Ababi baba n’ebibaleetera obulumi bingi;

Naye oyo eyeesiga Yakuwa okwagala kwe okutajjulukuka kumwetooloola.+

11 Mmwe abatuukirivu musanyuke olw’ebyo Yakuwa by’akoze, era mujaganye;

Mwogerere waggulu n’essanyu, mmwe mmwenna abalina omutima omugolokofu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share