LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Samwiri 22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Dawudi atendereza Katonda olw’okumulokola (1-51)

        • “Yakuwa lwe lwazi lwange” (2)

        • Yakuwa aba mwesigwa eri abeesigwa (26)

2 Samwiri 22:1

Marginal References

  • +Kuv 15:1; Bal 5:1
  • +Zb 34:19
  • +1Sa 23:14; Zb 18:obugambo obuli waggulu

2 Samwiri 22:2

Marginal References

  • +Zb 31:3
  • +Zb 18:2, 3

2 Samwiri 22:3

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Oba, “ye mulokozi wange ow’amaanyi.”

Marginal References

  • +Ma 32:4; 1Sa 2:1, 2
  • +Lub 15:1; Ma 33:29; Zb 3:3
  • +Zb 9:9; Nge 18:10
  • +Zb 59:16
  • +Is 12:2; Luk 1:46, 47; Tit 3:4

2 Samwiri 22:5

Marginal References

  • +Zb 69:14
  • +Zb 18:4

2 Samwiri 22:6

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Zb 116:3, 4
  • +Zb 18:5

2 Samwiri 22:7

Marginal References

  • +Zb 142:1; Yon 2:2
  • +Kuv 3:7; Zb 18:6; 34:15

2 Samwiri 22:8

Marginal References

  • +Bal 5:4
  • +Yob 26:11
  • +Zb 18:7-12; 77:18

2 Samwiri 22:9

Marginal References

  • +Is 30:27

2 Samwiri 22:10

Marginal References

  • +Zb 144:5; Is 64:1
  • +Ma 4:11; 1Sk 8:12; Zb 18:9; 97:2

2 Samwiri 22:11

Footnotes

  • *

    Oba, “ku biwaawaatiro by’embuyaga.”

Marginal References

  • +1Sa 4:4; Zb 80:1; 99:1
  • +Beb 1:7

2 Samwiri 22:12

Marginal References

  • +Yob 36:29

2 Samwiri 22:14

Marginal References

  • +Kuv 19:16; 1Sa 2:10
  • +Zb 18:13-16; Is 30:30

2 Samwiri 22:15

Marginal References

  • +Zb 7:13; 77:17
  • +Zb 144:6

2 Samwiri 22:16

Marginal References

  • +Kuv 14:21; Zb 106:9; 114:3
  • +Kuv 15:8

2 Samwiri 22:17

Marginal References

  • +Zb 18:16-19; 124:2-4; 144:7

2 Samwiri 22:18

Marginal References

  • +Zb 3:7; 56:9

2 Samwiri 22:19

Marginal References

  • +1Sa 19:11; 23:26; 2Sa 15:10

2 Samwiri 22:20

Footnotes

  • *

    Oba, “mu kifo ekigazi.”

Marginal References

  • +Zb 31:8
  • +Zb 149:4

2 Samwiri 22:21

Footnotes

  • *

    Obut., “olw’obulongoofu bw’emikono gyange.”

Marginal References

  • +1Sa 26:23; 1Sk 8:32
  • +Zb 18:20-24; 24:3, 4

2 Samwiri 22:23

Marginal References

  • +Ma 6:1; Zb 19:9
  • +Ma 8:11

2 Samwiri 22:24

Marginal References

  • +Zb 84:11
  • +Zb 18:23; Nge 14:16

2 Samwiri 22:25

Marginal References

  • +Yob 34:11; Is 3:10; Beb 11:6
  • +Zb 18:24; Nge 5:21

2 Samwiri 22:26

Marginal References

  • +Zb 37:28; 97:10
  • +Zb 18:25-30

Indexes

  • Research Guide

    8/1/1993, lup. 14

2 Samwiri 22:27

Marginal References

  • +Mat 5:8; 1Pe 1:16
  • +Zb 125:5

2 Samwiri 22:28

Marginal References

  • +Yob 34:28
  • +Dan 4:37; 1Pe 5:5

2 Samwiri 22:29

Marginal References

  • +Zb 27:1
  • +Zb 97:11

2 Samwiri 22:30

Marginal References

  • +Zb 18:29; Baf 4:13; Beb 11:33, 34

2 Samwiri 22:31

Marginal References

  • +Ma 32:4
  • +Zb 12:6; Nge 30:5
  • +Zb 35:2; 91:4

2 Samwiri 22:32

Marginal References

  • +Is 44:6
  • +Ma 32:31; Zb 18:31-42

2 Samwiri 22:33

Marginal References

  • +Zb 27:1; Is 12:2
  • +Is 26:7

2 Samwiri 22:34

Marginal References

  • +Is 33:15, 16; Kab 3:19

2 Samwiri 22:36

Marginal References

  • +Zb 18:35; 113:6-8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2020, lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 17

    9/15/2010, lup. 14

2 Samwiri 22:37

Footnotes

  • *

    Oba, “Obukongovule bwange tebujja.”

Marginal References

  • +Zb 17:5

2 Samwiri 22:39

Marginal References

  • +Kuv 14:13

2 Samwiri 22:40

Marginal References

  • +1Sa 23:5
  • +1Sa 17:49; Zb 44:3, 5

2 Samwiri 22:41

Footnotes

  • *

    Oba, “Ojja kumpa emigongo gy’abalabe bange.”

  • *

    Obut., “kubasirisa.”

Marginal References

  • +Lub 49:8
  • +Zb 18:40

2 Samwiri 22:42

Marginal References

  • +1Sa 28:6; Nge 1:28; Is 1:15; Mi 3:4

2 Samwiri 22:44

Marginal References

  • +1Sa 30:6; 2Sa 15:12
  • +2Sa 8:3; Zb 2:8; 60:8
  • +Zb 18:43-45

2 Samwiri 22:45

Marginal References

  • +Ma 33:29

2 Samwiri 22:46

Footnotes

  • *

    Oba, “bajja kuggwaawo mpolampola.”

2 Samwiri 22:47

Marginal References

  • +Ma 32:4
  • +Zb 18:46; 89:26

2 Samwiri 22:48

Marginal References

  • +1Sa 25:29; 2Sa 18:19
  • +Zb 18:47; 110:1; 144:1, 2

2 Samwiri 22:49

Marginal References

  • +2Sa 5:12; 7:9
  • +Zb 18:48

2 Samwiri 22:50

Marginal References

  • +Ma 32:43; Zb 117:1
  • +1By 16:9; Zb 145:2; Bar 15:9

2 Samwiri 22:51

Footnotes

  • *

    Oba, “Awa kabaka gwe yalonda obuwanguzi obw’amaanyi.”

Marginal References

  • +Zb 2:6; 21:1
  • +Zb 89:20, 29; Luk 1:32, 33

General

2 Sam. 22:1Kuv 15:1; Bal 5:1
2 Sam. 22:1Zb 34:19
2 Sam. 22:11Sa 23:14; Zb 18:obugambo obuli waggulu
2 Sam. 22:2Zb 31:3
2 Sam. 22:2Zb 18:2, 3
2 Sam. 22:3Ma 32:4; 1Sa 2:1, 2
2 Sam. 22:3Lub 15:1; Ma 33:29; Zb 3:3
2 Sam. 22:3Zb 9:9; Nge 18:10
2 Sam. 22:3Zb 59:16
2 Sam. 22:3Is 12:2; Luk 1:46, 47; Tit 3:4
2 Sam. 22:5Zb 69:14
2 Sam. 22:5Zb 18:4
2 Sam. 22:6Zb 116:3, 4
2 Sam. 22:6Zb 18:5
2 Sam. 22:7Zb 142:1; Yon 2:2
2 Sam. 22:7Kuv 3:7; Zb 18:6; 34:15
2 Sam. 22:8Bal 5:4
2 Sam. 22:8Yob 26:11
2 Sam. 22:8Zb 18:7-12; 77:18
2 Sam. 22:9Is 30:27
2 Sam. 22:10Zb 144:5; Is 64:1
2 Sam. 22:10Ma 4:11; 1Sk 8:12; Zb 18:9; 97:2
2 Sam. 22:111Sa 4:4; Zb 80:1; 99:1
2 Sam. 22:11Beb 1:7
2 Sam. 22:12Yob 36:29
2 Sam. 22:14Kuv 19:16; 1Sa 2:10
2 Sam. 22:14Zb 18:13-16; Is 30:30
2 Sam. 22:15Zb 7:13; 77:17
2 Sam. 22:15Zb 144:6
2 Sam. 22:16Kuv 14:21; Zb 106:9; 114:3
2 Sam. 22:16Kuv 15:8
2 Sam. 22:17Zb 18:16-19; 124:2-4; 144:7
2 Sam. 22:18Zb 3:7; 56:9
2 Sam. 22:191Sa 19:11; 23:26; 2Sa 15:10
2 Sam. 22:20Zb 31:8
2 Sam. 22:20Zb 149:4
2 Sam. 22:211Sa 26:23; 1Sk 8:32
2 Sam. 22:21Zb 18:20-24; 24:3, 4
2 Sam. 22:23Ma 6:1; Zb 19:9
2 Sam. 22:23Ma 8:11
2 Sam. 22:24Zb 84:11
2 Sam. 22:24Zb 18:23; Nge 14:16
2 Sam. 22:25Yob 34:11; Is 3:10; Beb 11:6
2 Sam. 22:25Zb 18:24; Nge 5:21
2 Sam. 22:26Zb 37:28; 97:10
2 Sam. 22:26Zb 18:25-30
2 Sam. 22:27Mat 5:8; 1Pe 1:16
2 Sam. 22:27Zb 125:5
2 Sam. 22:28Yob 34:28
2 Sam. 22:28Dan 4:37; 1Pe 5:5
2 Sam. 22:29Zb 27:1
2 Sam. 22:29Zb 97:11
2 Sam. 22:30Zb 18:29; Baf 4:13; Beb 11:33, 34
2 Sam. 22:31Ma 32:4
2 Sam. 22:31Zb 12:6; Nge 30:5
2 Sam. 22:31Zb 35:2; 91:4
2 Sam. 22:32Is 44:6
2 Sam. 22:32Ma 32:31; Zb 18:31-42
2 Sam. 22:33Zb 27:1; Is 12:2
2 Sam. 22:33Is 26:7
2 Sam. 22:34Is 33:15, 16; Kab 3:19
2 Sam. 22:36Zb 18:35; 113:6-8
2 Sam. 22:37Zb 17:5
2 Sam. 22:39Kuv 14:13
2 Sam. 22:401Sa 23:5
2 Sam. 22:401Sa 17:49; Zb 44:3, 5
2 Sam. 22:41Lub 49:8
2 Sam. 22:41Zb 18:40
2 Sam. 22:421Sa 28:6; Nge 1:28; Is 1:15; Mi 3:4
2 Sam. 22:441Sa 30:6; 2Sa 15:12
2 Sam. 22:442Sa 8:3; Zb 2:8; 60:8
2 Sam. 22:44Zb 18:43-45
2 Sam. 22:45Ma 33:29
2 Sam. 22:47Ma 32:4
2 Sam. 22:47Zb 18:46; 89:26
2 Sam. 22:481Sa 25:29; 2Sa 18:19
2 Sam. 22:48Zb 18:47; 110:1; 144:1, 2
2 Sam. 22:492Sa 5:12; 7:9
2 Sam. 22:49Zb 18:48
2 Sam. 22:50Ma 32:43; Zb 117:1
2 Sam. 22:501By 16:9; Zb 145:2; Bar 15:9
2 Sam. 22:51Zb 2:6; 21:1
2 Sam. 22:51Zb 89:20, 29; Luk 1:32, 33
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
  • 46
  • 47
  • 48
  • 49
  • 50
  • 51
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Samwiri 22:1-51

2 Samwiri

22 Dawudi yayimbira Yakuwa oluyimba luno+ ku lunaku Yakuwa lwe yamununula mu mukono gw’abalabe be bonna+ ne mu mukono gwa Sawulo.+ 2 Yagamba nti:

“Yakuwa lwe lwazi lwange era kye kigo kyange;+ y’annunula.+

 3 Katonda wange lwe lwazi lwange+ mwe nzirukira,

Ye ngabo yange+ era lye jjembe* lyange ery’obulokozi;* kye kiddukiro kyange,+

Kye kifo mwe nzirukira,+ era ye mulokozi wange;+ ggwe omponya ebikolwa eby’obukambwe.

 4 Nkoowoola Yakuwa, oyo agwanidde okutenderezebwa,

Era nja kununulibwa mu mukono gw’abalabe bange.

 5 Amayengo g’okufa ganneetooloola;+

Abantu abatalina mugaso abalinga mukoka ow’amaanyi bantiisa.+

 6 Emiguwa gy’emagombe* gyanneezingirira;+

Ebyambika by’okufa byanjolekera.+

 7 Mu nnaku yange nnakoowoola Yakuwa,+

Nnakoowoola Katonda wange.

Yawulira eddoboozi lyange ng’ali mu yeekaalu ye,

Era amatu ge gaawulira okuwanjaga kwange.+

 8 Ensi yatandika okukankana n’okuyuuguuma;+

Emisingi gy’eggulu gyakankana;+

Gyakankana kubanga yali asunguwadde.+

 9 Omukka gwava mu nnyindo ze,

Omuliro ogusaanyaawo gwava mu kamwa ke;+

Amanda agamemuka gaava w’ali.

10 Yassa eggulu ng’akka,+

Era ekire ekikutte kyali wansi w’ebigere bye.+

11 Yeebagala kerubi+ n’ajja ng’abuuka mu bbanga.

Yalabibwa ng’ali ku biwaawaatiro by’ekitonde eky’omwoyo.*+

12 Awo ne yeebikka ekizikiza,+

Era yali yeetooloddwa ebire ebikutte era ebijjudde amazzi.

13 Mu kwakaayakana okwali mu maaso ge mwali muvaamu amanda agaaka ennyo.

14 Awo Yakuwa n’awuluguma ng’ayima mu ggulu;+

Eddoboozi ly’Oyo Asingayo Okuba Waggulu ne liwulirwa.+

15 Yalasa obusaale bwe+ n’abasaasaanya;

Yasindika okumyansa n’abatabulatabula.+

16 Entobo z’ennyanja zaalabika;+

Emisingi gy’ensi gyeyerula olw’okuboggola kwa Yakuwa,

Olw’okubwatuka kw’omukka ogw’omu nnyindo ze.+

17 Yayima waggulu n’agolola omukono gwe,

N’ankwata n’anzigya mu mazzi amawanvu.+

18 Yannunula mu mukono gw’omulabe wange ow’amaanyi,+

Yannunula mu mukono gw’abo abatanjagala era abaali bansinga amaanyi.

19 Bannumba ku lunaku lwe nnali mu buzibu,+

Naye Yakuwa yannyamba.

20 Yantwala mu kifo omutali kabi;*+

Yannunula kubanga yali asiima bye nkola.+

21 Yakuwa ampa empeera okusinziira ku butuukirivu bwange;+

Ampa empeera olw’okuba siriiko musango.*+

22 Kubanga ntambulidde mu makubo ga Yakuwa,

Era ekibi eky’okuva ku Katonda wange sikikoze.

23 Amateeka ge gonna+ gali mu maaso gange;

Sijja kuva ku biragiro bye.+

24 Nja kusigala nga siriiko kya kunenyezebwa+ mu maaso ge,

Era nja kwewala okwonoona.+

25 Yakuwa k’ampe empeera olw’okuba ndi mutuukirivu;+

Siriiko musango mu maaso ge.+

26 Eri omwesigwa naawe oba mwesigwa;+

Eri oyo ataliiko kya kunenyezebwa, ow’amaanyi, naawe olaga nti toliiko kya kunenyezebwa;+

27 Eri omulongoofu olaga nti oli mulongoofu,+

Naye eri atali mugolokofu olaga nti oli mugezi nnyo.+

28 Olokola abawombeefu,+

Naye ab’amalala obatunuulira bubi era obatoowaza.+

29 Ggwe ttaala yange, Ai Yakuwa;+

Yakuwa y’afuula ekizikiza kyange ekitangaala.+

30 Bw’onnyamba nsobola okulwanyisa ekibinja ky’abazigu;

Olw’amaanyi ga Katonda nsobola okulinnya bbugwe.+

31 Ekkubo lya Katonda ow’amazima lyatuukirira;+

Ebigambo bya Yakuwa birongoofu.+

Ngabo eri abo bonna abamufuula ekiddukiro kyabwe.+

32 Ani Katonda okuggyako Yakuwa?+

Era ani lwazi okuggyako Katonda waffe?+

33 Katonda ow’amazima kye kigo kyange ekinywevu,+

Era ajja kutereereza ddala ekkubo lyange,+

34 Ebigere byange abifuula ng’eby’empeewo;

Ansobozesa okuyimirira ku bifo ebigulumivu.+

35 Ayigiriza emikono gyange okulwana entalo;

Emikono gyange gisobola okuweta omutego ogw’ekikomo.

36 Ompa engabo yo ey’obulokozi,

Era obwetoowaze bwo bunfuula wa kitiibwa.+

37 Ebigere byange obigaziyiriza ekkubo;

Ebigere byange tebijja* kuseerera.+

38 Nja kuwondera abalabe bange mbasaanyeewo;

Sijja kudda okutuusa nga basaanyeewo.

39 Nja kubazikiriza mbabetente baleme okusituka;+

Bajja kugwa mbalinnyeko.

40 Ojja kumpa amaanyi nnwane olutalo;+

Ojja kuleetera abalabe bange okugwa mu maaso gange.+

41 Ojja kuleetera abalabe bange okunziruka;*+

Abo abankyawa nja kubamalawo.*+

42 Bawanjaga, naye tewali abataasa;

Bakaabirira ne Yakuwa, naye tabaddamu.+

43 Nja kubasekulasekula bafuuke ng’enfuufu y’ensi;

Nja kubabetenta mbalinnyirire ng’ebisooto eby’omu nguudo.

44 Ojja kumponya okwemulugunya kw’abantu bange.+

Ojja kunkuuma nkulembere amawanga;+

Eggwanga lye simanyi lijja kumpeereza.+

45 Abagwira bajja kujja gye ndi nga bakankana;+

Bye banaawulira ebinkwatako bijja kubaleetera okuŋŋondera.

46 Abagwira bajja kuggwaamu amaanyi;*

Bajja kuva mu bigo byabwe bajje nga bakankana.

47 Yakuwa mulamu! Olwazi lwange+ lutenderezebwe!

Katonda wange, olwazi olundokola, agulumizibwe.+

48 Katonda ow’amazima awoolera eggwanga ku lwange;+

Assa amawanga wansi w’obuyinza bwange;+

49 Annunula mu mukono gw’abalabe bange.

Onsitula n’onteeka waggulu+ w’abo abannwanyisa;

Omponya omuntu akola eby’obukambwe.+

50 Kyennaava nkwebaza mu mawanga, Ai Yakuwa,+

Era nnaayimbiranga erinnya lyo ennyimba ez’okutendereza:+

51 Alokola kabaka gwe yalonda;*+

Alaga gwe yafukako amafuta okwagala okutajjulukuka,

Akulaga Dawudi n’ezzadde lye emirembe gyonna.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share