LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yekoyakimu ajeema era afa (1-7)

      • Yekoyakini, kabaka wa Yuda (8, 9)

      • Okuwaŋŋangusibwa e Babulooni okwasooka (10-17)

      • Zeddeekiya, kabaka wa Yuda; ajeema (18-20)

2 Bassekabaka 24:1

Marginal References

  • +Yer 25:1; 46:2; Dan 1:1; 3:1; 4:33

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 31-32

2 Bassekabaka 24:2

Marginal References

  • +Kab 1:6
  • +Lev 26:27, 28; Ma 28:15; 2Sk 23:27

2 Bassekabaka 24:3

Marginal References

  • +Lev 26:33; Ma 4:26
  • +2Sk 21:11; 23:26

2 Bassekabaka 24:4

Marginal References

  • +2Sk 21:16; Yer 2:34; 19:4
  • +Yer 15:1; Kuk 3:42

2 Bassekabaka 24:5

Marginal References

  • +2By 36:8

2 Bassekabaka 24:6

Marginal References

  • +Yer 22:18, 19; 36:30

2 Bassekabaka 24:7

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yer 46:2
  • +Kbl 34:2, 5
  • +Lub 15:18; 1Sk 4:21

2 Bassekabaka 24:8

Marginal References

  • +Yer 24:1; 37:1
  • +2By 36:8

2 Bassekabaka 24:10

Marginal References

  • +Dan 1:1

2 Bassekabaka 24:12

Marginal References

  • +2By 36:9, 10; Yer 24:1; Ezk 17:12
  • +Yer 29:1, 2
  • +Yer 52:28

2 Bassekabaka 24:13

Footnotes

  • *

    Oba, “lubiri lwa.”

Marginal References

  • +2Sk 20:13, 17
  • +1Sk 7:48-50; Ezr 1:7; Dan 5:2

2 Bassekabaka 24:14

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “muzimbi w’ebigo.”

Marginal References

  • +Dan 1:3, 6
  • +Yer 24:1
  • +2Sk 25:12

2 Bassekabaka 24:15

Marginal References

  • +2Sk 25:27; 1By 3:17
  • +Yer 22:24, 25

2 Bassekabaka 24:16

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “n’abazimbi b’ebigo.”

2 Bassekabaka 24:17

Marginal References

  • +1By 3:15
  • +2By 36:10-12; Yer 37:1; 52:1

2 Bassekabaka 24:18

Marginal References

  • +2Sk 23:31

2 Bassekabaka 24:19

Marginal References

  • +2Sk 23:36, 37; Yer 24:8; 37:1, 2; 38:5, 6; Ezk 21:25

2 Bassekabaka 24:20

Marginal References

  • +2Sk 23:27
  • +2By 36:11, 13; Yer 27:12; 38:17; Ezk 17:12-15

General

2 Bassek. 24:1Yer 25:1; 46:2; Dan 1:1; 3:1; 4:33
2 Bassek. 24:2Kab 1:6
2 Bassek. 24:2Lev 26:27, 28; Ma 28:15; 2Sk 23:27
2 Bassek. 24:3Lev 26:33; Ma 4:26
2 Bassek. 24:32Sk 21:11; 23:26
2 Bassek. 24:42Sk 21:16; Yer 2:34; 19:4
2 Bassek. 24:4Yer 15:1; Kuk 3:42
2 Bassek. 24:52By 36:8
2 Bassek. 24:6Yer 22:18, 19; 36:30
2 Bassek. 24:7Yer 46:2
2 Bassek. 24:7Kbl 34:2, 5
2 Bassek. 24:7Lub 15:18; 1Sk 4:21
2 Bassek. 24:8Yer 24:1; 37:1
2 Bassek. 24:82By 36:8
2 Bassek. 24:10Dan 1:1
2 Bassek. 24:122By 36:9, 10; Yer 24:1; Ezk 17:12
2 Bassek. 24:12Yer 29:1, 2
2 Bassek. 24:12Yer 52:28
2 Bassek. 24:132Sk 20:13, 17
2 Bassek. 24:131Sk 7:48-50; Ezr 1:7; Dan 5:2
2 Bassek. 24:14Dan 1:3, 6
2 Bassek. 24:14Yer 24:1
2 Bassek. 24:142Sk 25:12
2 Bassek. 24:152Sk 25:27; 1By 3:17
2 Bassek. 24:15Yer 22:24, 25
2 Bassek. 24:171By 3:15
2 Bassek. 24:172By 36:10-12; Yer 37:1; 52:1
2 Bassek. 24:182Sk 23:31
2 Bassek. 24:192Sk 23:36, 37; Yer 24:8; 37:1, 2; 38:5, 6; Ezk 21:25
2 Bassek. 24:202Sk 23:27
2 Bassek. 24:202By 36:11, 13; Yer 27:12; 38:17; Ezk 17:12-15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Bassekabaka 24:1-20

2 Bassekabaka

24 Mu kiseera kya Yekoyakimu, Kabaka Nebukadduneeza+ owa Babulooni yalumba Yuda, Yekoyakimu n’afuuka omuweereza we okumala emyaka esatu, kyokka oluvannyuma n’amujeemera. 2 Awo Yakuwa n’atandika okusindikira Yekoyakimu ebibinja by’Abakaludaaya+ n’eby’Abasuuli n’eby’Abamowaabu n’eby’Abaamoni. Yabisindika bizikirize Yuda, nga Yakuwa bwe yayogera+ okuyitira mu baweereza be bannabbi. 3 Mazima ddala Yakuwa ye yalagira kibe bwe kityo ku Yuda, alyoke abaggye mu maaso ge+ olw’ebibi byonna Manase bye yakola,+ 4 n’olw’omusaayi gw’abantu abataaliko musango Manase gwe yayiwa,+ kubanga yali ajjuzizza Yerusaalemi omusaayi gw’abantu abataaliko musango, era Yakuwa teyali mwetegefu kusonyiwa.+

5 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Yekoyakimu, ebyo byonna bye yakola, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Yuda.+ 6 Awo Yekoyakimu n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe,+ mutabani we Yekoyakini n’amusikira ku bwakabaka.

7 Kabaka wa Misiri teyaddayo kuva mu nsi ye, olw’okuba kabaka wa Babulooni yali atutte ettwale lya kabaka wa Misiri lyonna,+ okuva ku Kiwonvu* ky’e Misiri+ okutuuka ku Mugga Fulaati.+

8 Yekoyakini+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 18, era yafugira mu Yerusaalemi emyezi esatu.+ Nnyina yali ayitibwa Nekusita muwala wa Erunasani ow’e Yerusaalemi. 9 Yeeyongera okukola ebibi mu maaso ga Yakuwa, nga byonna bwe byali kitaawe bye yakola. 10 Mu kiseera ekyo, abaweereza ba Kabaka Nebukadduneeza owa Babulooni baalumba Yerusaalemi, era ekibuga ne kizingizibwa.+ 11 Kabaka Nebukadduneeza owa Babulooni yajja mu kibuga, ng’abaweereza be bakizingiza.

12 Kabaka Yekoyakini owa Yuda yeewaayo eri kabaka wa Babulooni+ awamu ne nnyina, n’abaweereza be, n’abaami be, era n’abakungu b’omu lubiri lwe;+ kabaka wa Babulooni n’atwala Yekoyakini mu buwambe mu mwaka ogw’omunaana ogw’obufuzi bwe.+ 13 Nga Yakuwa bwe yali agambye, Kabaka wa Babulooni yaggya mu nnyumba ya Yakuwa ne mu nnyumba ya* kabaka eby’obugagga byonna.+ Yatemaatema ebintu byonna ebya zzaabu ebyali mu yeekaalu ya Yakuwa+ Sulemaani kabaka wa Isirayiri bye yali akoze. 14 Yatwala mu buwaŋŋanguse abantu bonna ab’omu Yerusaalemi, abaami bonna,+ abalwanyi bonna ab’amaanyi, buli mukugu yenna mu by’emikono na buli muweesi*+—yatwala abantu 10,000 mu buwaŋŋanguse. Tewaasigala muntu okuggyako abantu b’omu nsi abaali basingayo okuba abaavu.+ 15 Bw’atyo n’atwala Yekoyakini+ mu buwaŋŋanguse e Babulooni;+ yatwala ne maama wa kabaka, ne bakyala ba kabaka, n’abakungu b’omu lubiri lwe, n’abasajja abatutumufu ab’omu nsi. Yabaggya mu Yerusaalemi n’abatwala mu buwaŋŋanguse e Babulooni. 16 Ate era kabaka wa Babulooni yatwala mu buwaŋŋanguse e Babulooni abalwanyi bonna akasanvu, era n’abakugu mu mirimu egy’emikono n’abaweesi* lukumi, nga bonna basajja ba maanyi abatendekeddwa okulwana. 17 Kabaka wa Babulooni yafuula Mattaniya kitaawe wa Yekoyakini omuto+ kabaka mu kifo kye, era n’akyusa erinnya lye n’amutuuma Zeddeekiya.+

18 Zeddeekiya yatandika okufuga ng’alina emyaka 21, era yafugira mu Yerusaalemi emyaka 11. Nnyina yali ayitibwa Kamutali+ muwala wa Yeremiya ow’e Libuna. 19 Yeeyongera okukola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa, nga byonna bwe byali Yekoyakimu bye yakola.+ 20 Ebyo byonna byatuuka ku Yerusaalemi ne ku Yuda olw’obusungu bwa Yakuwa, okutuusa lwe yabagoba mu maaso ge.+ Ate era Zeddeekiya yajeemera kabaka wa Babulooni.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share