LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 149
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Oluyimba olutendereza Katonda olw’obuwanguzi bwe

        • Katonda asanyukira abantu be (4)

        • Ekitiibwa ky’abo abeesigwa eri Katonda (9)

Zabbuli 149:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 33:3; 96:1; Is 42:10; Kub 5:9
  • +Zb 22:22

Zabbuli 149:2

Marginal References

  • +Zb 100:3; Is 54:5

Zabbuli 149:3

Marginal References

  • +Bal 11:34
  • +Kuv 15:20; Zb 150:4

Zabbuli 149:4

Marginal References

  • +Zb 84:11
  • +Zb 132:16; Is 61:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 20

Zabbuli 149:5

Marginal References

  • +Zb 63:6

Zabbuli 149:9

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Ma 7:1

General

Zab. 149:1Zb 33:3; 96:1; Is 42:10; Kub 5:9
Zab. 149:1Zb 22:22
Zab. 149:2Zb 100:3; Is 54:5
Zab. 149:3Bal 11:34
Zab. 149:3Kuv 15:20; Zb 150:4
Zab. 149:4Zb 84:11
Zab. 149:4Zb 132:16; Is 61:10
Zab. 149:5Zb 63:6
Zab. 149:9Ma 7:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 149:1-9

Zabbuli

149 Mutendereze Ya!*

Muyimbire Yakuwa oluyimba olupya;+

Mumutenderereze mu kibiina ky’abeesigwa.+

 2 Isirayiri k’ajagulize mu Oyo eyamukola;+

Abaana ba Sayuuni ka basanyukire mu Kabaka waabwe.

 3 Ka batendereze erinnya lye nga bazina,+

Era bamuyimbire ennyimba ezimutendereza nga bakubirako obugoma n’entongooli.+

 4 Kubanga Yakuwa asanyukira abantu be.+

Agulumiza abawombeefu ng’abalokola.+

 5 Abeesigwa ka bajaganye olw’ekitiibwa ky’abawa;

Ka baleekaane olw’essanyu nga bali ku bitanda byabwe.+

 6 Ennyimba ezitendereza Katonda ka zibeere mu bulago bwabwe,

N’ekitala ekisala eruuyi n’eruuyi ka kibeere mu mukono gwabwe,

 7 Okuwoolera eggwanga ku mawanga,

N’okubonereza abantu,

 8 Okusiba bakabaka baabwe empingu,

N’abakungu baabwe enjegere,

 9 Okutuukiriza omusango ogwabawandiikibwako.+

Ekitiibwa kino ky’abo bonna abeesigwa gy’ali.

Mutendereze Ya!*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share