LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okuzingizibwa kwa Yerusaalemi kuli kumpi (1-9)

      • Yakuwa asunguwalidde Yerusaalemi (10-21)

        • Bagamba nti ‘Mirembe!’ ng’ate tewali mirembe (14)

      • Okulumbibwa abava ebukiikakkono (22-26)

      • Yeremiya wa kuba ng’oyo aggya amasengere mu byuma (27-30)

Yeremiya 6:1

Marginal References

  • +Yer 4:5
  • +2By 11:5, 6; Am 1:1
  • +Yer 1:14; 10:22

Yeremiya 6:2

Marginal References

  • +Is 3:16

Yeremiya 6:3

Marginal References

  • +2Sk 25:1
  • +Yer 4:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 15

Yeremiya 6:4

Footnotes

  • *

    Obut., “Mwetukuze.”

Yeremiya 6:5

Marginal References

  • +2By 36:17, 19; Am 2:5

Yeremiya 6:6

Marginal References

  • +Ezk 21:21, 22
  • +2Sk 21:16; Ezk 7:23

Yeremiya 6:7

Footnotes

  • *

    Oba, “amalungi.”

Marginal References

  • +Ezk 7:11; Mi 2:2

Yeremiya 6:8

Marginal References

  • +Ezk 23:18
  • +Lev 26:34; Yer 9:11

Yeremiya 6:10

Footnotes

  • *

    Obut., “Okutu kwabwe si kukomole.”

Marginal References

  • +Is 6:10; Bik 7:51
  • +2By 36:15, 16; Yer 20:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1988, lup. 11

Yeremiya 6:11

Marginal References

  • +Yer 20:9
  • +Yer 18:21
  • +Ezk 9:6

Yeremiya 6:12

Marginal References

  • +Ma 28:30; Yer 8:10; Kuk 5:11; Zef 1:13

Yeremiya 6:13

Marginal References

  • +Ezk 22:12
  • +Yer 2:8; 8:10-12; 23:11; Mi 3:5, 11; Zef 3:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1988, lup. 4-5

Yeremiya 6:14

Marginal References

  • +Yer 14:13; 23:16, 17; Ezk 13:10; 1Se 5:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1988, lup. 5, 10

Yeremiya 6:15

Marginal References

  • +Yer 3:3

Yeremiya 6:16

Marginal References

  • +Is 30:21
  • +Yer 18:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 10

    11/1/2005, lup. 29-31

Yeremiya 6:17

Marginal References

  • +Yer 25:4; Ezk 3:17; Kab 2:1
  • +Is 58:1
  • +Zek 7:11

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 122-123

Yeremiya 6:19

Footnotes

  • *

    Oba, “obulagirizi bwange.”

Marginal References

  • +Ma 4:25, 26; Dan 9:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1988, lup. 5-6

Yeremiya 6:20

Footnotes

  • *

    Ekika ky’olumuli oluwunya akawoowo.

Marginal References

  • +Is 1:11; 66:3; Yer 7:21; Am 5:21

Yeremiya 6:21

Marginal References

  • +2By 36:17; Kuk 2:21

Yeremiya 6:22

Marginal References

  • +Yer 1:14; 25:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1988, lup. 6

Yeremiya 6:23

Marginal References

  • +Kab 1:8

Yeremiya 6:24

Footnotes

  • *

    Obut., “Tulumwa ebisa.”

Marginal References

  • +Ezk 21:7
  • +Yer 4:31

Yeremiya 6:26

Marginal References

  • +Yer 4:8
  • +Kuk 1:2, 16
  • +Yer 15:8

Yeremiya 6:27

Footnotes

  • *

    Wano boogera ku Yeremiya.

Yeremiya 6:28

Marginal References

  • +Is 30:1; 48:4; Yer 5:23
  • +Yer 9:4

Yeremiya 6:29

Marginal References

  • +Yer 9:7; Ezk 22:20
  • +Ezk 24:13

Yeremiya 6:30

Marginal References

  • +Yer 14:19; Kuk 5:22

General

Yer. 6:1Yer 4:5
Yer. 6:12By 11:5, 6; Am 1:1
Yer. 6:1Yer 1:14; 10:22
Yer. 6:2Is 3:16
Yer. 6:32Sk 25:1
Yer. 6:3Yer 4:16, 17
Yer. 6:52By 36:17, 19; Am 2:5
Yer. 6:6Ezk 21:21, 22
Yer. 6:62Sk 21:16; Ezk 7:23
Yer. 6:7Ezk 7:11; Mi 2:2
Yer. 6:8Ezk 23:18
Yer. 6:8Lev 26:34; Yer 9:11
Yer. 6:10Is 6:10; Bik 7:51
Yer. 6:102By 36:15, 16; Yer 20:8
Yer. 6:11Yer 20:9
Yer. 6:11Yer 18:21
Yer. 6:11Ezk 9:6
Yer. 6:12Ma 28:30; Yer 8:10; Kuk 5:11; Zef 1:13
Yer. 6:13Ezk 22:12
Yer. 6:13Yer 2:8; 8:10-12; 23:11; Mi 3:5, 11; Zef 3:4
Yer. 6:14Yer 14:13; 23:16, 17; Ezk 13:10; 1Se 5:3
Yer. 6:15Yer 3:3
Yer. 6:16Is 30:21
Yer. 6:16Yer 18:15
Yer. 6:17Yer 25:4; Ezk 3:17; Kab 2:1
Yer. 6:17Is 58:1
Yer. 6:17Zek 7:11
Yer. 6:19Ma 4:25, 26; Dan 9:12
Yer. 6:20Is 1:11; 66:3; Yer 7:21; Am 5:21
Yer. 6:212By 36:17; Kuk 2:21
Yer. 6:22Yer 1:14; 25:9
Yer. 6:23Kab 1:8
Yer. 6:24Ezk 21:7
Yer. 6:24Yer 4:31
Yer. 6:26Yer 4:8
Yer. 6:26Kuk 1:2, 16
Yer. 6:26Yer 15:8
Yer. 6:28Is 30:1; 48:4; Yer 5:23
Yer. 6:28Yer 9:4
Yer. 6:29Yer 9:7; Ezk 22:20
Yer. 6:29Ezk 24:13
Yer. 6:30Yer 14:19; Kuk 5:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yeremiya 6:1-30

Yeremiya

6 Mmwe abaana ba Benyamini, muve mu Yerusaalemi mufune we mwewogoma.

Mufuuwe eŋŋombe+ mu Tekowa;+

Mukume omuliro gube akabonero mu Besu-kakkeremu!

Kubanga akabi akava ebukiikakkono kanaatera okutuuka, akatyabaga ak’amaanyi.+

 2 Omuwala wa Sayuuni alinga omukazi alabika obulungi era eyeekanasa.+

 3 Abasumba bajja kujja n’ebisibo byabwe.

Bajja kusimba weema zaabwe okumwetooloola,+

Buli omu ng’alunda endiga z’alabirira.+

 4 “Mweteeketeeke* okumulwanyisa!

Muyimuke tumulumbe mu ttuntu!”

“Zitusanze, kubanga obudde bunaatera okuziba,

Kubanga ebisiikirize eby’akawungeezi bigenda biwanvuwa!”

 5 “Muyimuke tumulumbe ekiro

Tuzikirize eminaala gye.”+

 6 Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba:

“Muteme emiti era mukole ekifunvu okulwanyisa Yerusaalemi.+

Kye kibuga ekirina okubonerezebwa;

Mu kyo mulimu kubonyaabonya kwokka.+

 7 Ng’oluzzi bwe lusibukamu amazzi agannyogoga,*

N’ekibuga kino ye nsibuko y’ebikolwa ebibi.

Ebikolwa eby’obukambwe n’okuzikiriza biwulirwa mu kyo;+

Endwadde n’ebizibu biba mu maaso gange buli kiseera.

 8 Ggwe Yerusaalemi, labuka nneme okukwetamwa ne nkuvaako;+

Nja kukufuula matongo, ensi etaliimu bantu.”+

 9 Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba:

“Abayisirayiri abasigaddewo balinga ebibala ebisembayo ku muzabbibu.

Bakuŋŋaanye wamu ng’omuntu bwakuŋŋaanyiza mu kibbo ebibala by’ezzabbibu ebisembayo.”

10 “Ani gwe nnaayogera naye era ggwe nnaalabula?

Ani anaawuliriza?

Laba! Amatu gaabwe maggale,* ne kiba nti tebasobola kuwulira.+

Laba! Ekigambo kya Yakuwa kifuuse ekintu kye banyooma;+

Tebakisanyukira.

11 Kyenvudde nzijula obusungu bwa Yakuwa,

Era nkooye okubuzibiikiriza.”+

“Bufuke ku mwana ali mu luguudo,+

Buyiwe ku bibinja by’abavubuka abakuŋŋaanye awamu.

Bonna bajja kuwambibwa, omusajja ne mukyala we,

Abasajja abakaddiye awamu n’abasajja abazeeyuse.+

12 Ennyumba zaabwe ziriweebwa abantu abalala,

Awamu n’ebibanja byabwe ne bakazi baabwe.+

Kubanga ndigolola omukono gwange ne mbonereza abantu b’omu nsi eno,” Yakuwa bw’agamba.

13 “Bonna, okuva ku asembayo okuba owa wansi okutuuka ku asinga okuba ow’ekitiibwa, beefunira ebintu mu makubo amakyamu;+

Bannabbi ne bakabona bonna si ba mazima.+

14 Abantu bange abalina obuvune babawonya kungulu kwokka nga bagamba nti,

‘Waliwo emirembe! Waliwo emirembe!’

So ng’ate tewali mirembe.+

15 Bakwatibwa ensonyi olw’ebintu eby’omuzizo bye bakoze?

Tebakwatibwa nsonyi n’akamu!

Tebamanyi na kiyitibwa kuswala!+

Kyebaliva bagwa mu abo abagudde.

Bwe ndibabonereza balyesittala,” Yakuwa bw’agamba.

16 Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Muyimirire mu masaŋŋanzira mulabe.

Mubuuze ebikwata ku makubo ag’edda,

Mubuuze ekkubo eddungi gye liri, mulitambuliremu,+

Mufune ekiwummulo.”

Naye abantu bo bagamba nti: “Tetujja kulitambuliramu.”+

17 “Nnateekawo abakuumi+ abaagamba nti,

‘Muwulirize eddoboozi ly’eŋŋombe!’”+

Naye bo ne bagamba nti: “Tetujja kuliwuliriza.”+

18 “Kale muwulirize mmwe amawanga!

Era mumanye mmwe abantu,

Ekinaatuuka ku bantu abo.

19 Wuliriza ggwe ensi!

Ŋŋenda kuleeta akabi ku ggwanga lino+

Olw’enkwe zaabwe,

Kubanga tebaawuliriza bigambo byange

Era beesamba amateeka gange.”*

20 “Kingasa ki mmwe okuleeta obubaani obweru obuva e Seba

Ne kaane ow’akaloosa* okuva mu nsi ey’ewala?

Ebiweebwayo byammwe ebyokebwa tebikkirizibwa,

Ne ssaddaaka zammwe tezinsanyusa.”+

21 Kale bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Ŋŋenda kuteerawo abantu bano enkonge,

Era bajja kuzeesittalako,

Bataata awamu n’abaana,

Buli muntu ne munne,

Era bonna bajja kusaanawo.”+

22 Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Laba! Abantu bajja nga bava mu nsi ey’ebukiikakkono,

Eggwanga ery’amaanyi lijja kuyimuka live mu bitundu by’ensi ebisingayo okuba eby’ewala.+

23 Bajja kukwata omutego gw’obusaale n’effumu.

Bakambwe era tebajja kusaasira.

Eddoboozi lyabwe lijja kuyira ng’ennyanja,

Era beebagadde embalaasi.+

Basimba ennyiriri ng’omusajja omulwanyi, okukulwanyisa ggwe omuwala wa Sayuuni.”

24 Tuwulidde amawulire agakwata ku bintu ebyo.

Emikono gyaffe ginafuye;+

Tunakuwadde,

Tulumwa* ng’omukazi azaala.+

25 Tofuluma kugenda ku ttale,

Era totambulira ku luguudo,

Kubanga omulabe alina ekitala;

Entiisa eri buli wamu.

26 Ggwe omuwala w’abantu bange,

Yambala ebibukutu+ era wevulunge mu vvu.

Kungubaga ng’akungubagira omwana wo omu yekka, ng’okuba ebiwoobe,+

Kubanga azikiriza ajja kutugwaako bugwi.+

27 “Mu bantu bange nkufudde* ng’oyo aggya amasengere mu byuma,

Nkufudde oyo anoonyereza n’obwegendereza;

Weetegereze era wekkaanye ekkubo lyabwe.

28 Bonna bantu bakakanyavu nnyo,+

Bagenda bawaayiriza.+

Balinga ekikomo n’ekyuma;

Bonna boonoonefu.

29 Emivubo gyokeddwa omuliro.

Mu muliro muvaamu erisasi.

Oyo afuba okulongoosa ateganira bwereere,+

Era ababi tebaggiddwamu.+

30 Abantu bajja kubayita masengere ga ffeeza,

Kubanga Yakuwa abeesambye.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share