LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 138
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Wadde nga Katonda wa waggulu, afaayo

        • Waddamu okusaba kwange (3)

        • ‘Ne bwe mba mu kifo ekirimu akabi, ondokola’ (7)

Zabbuli 138:1

Marginal References

  • +Zb 9:1

Zabbuli 138:2

Footnotes

  • *

    Oba, “ekifo kyo ekitukuvu.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ogulumizza ekigambo kyo okusinga erinnya lyo.”

Marginal References

  • +1Sa 3:3; 1By 16:1; Zb 28:2
  • +Yok 17:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 17

    10/1/2006, lup. 32

Zabbuli 138:3

Marginal References

  • +Zb 18:6
  • +Zb 29:11; Is 12:2; 41:10

Zabbuli 138:4

Marginal References

  • +Zb 102:15; Is 60:3

Zabbuli 138:5

Marginal References

  • +1Sk 8:10, 11

Zabbuli 138:6

Marginal References

  • +1Sa 2:8; Zb 113:6-8; Is 57:15
  • +Yak 4:6; 1Pe 5:5

Zabbuli 138:7

Marginal References

  • +Zb 71:20

Zabbuli 138:8

Marginal References

  • +Zb 103:17
  • +Yob 14:15; Zb 71:18

General

Zab. 138:1Zb 9:1
Zab. 138:21Sa 3:3; 1By 16:1; Zb 28:2
Zab. 138:2Yok 17:6
Zab. 138:3Zb 18:6
Zab. 138:3Zb 29:11; Is 12:2; 41:10
Zab. 138:4Zb 102:15; Is 60:3
Zab. 138:51Sk 8:10, 11
Zab. 138:61Sa 2:8; Zb 113:6-8; Is 57:15
Zab. 138:6Yak 4:6; 1Pe 5:5
Zab. 138:7Zb 71:20
Zab. 138:8Zb 103:17
Zab. 138:8Yob 14:15; Zb 71:18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 138:1-8

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

138 Nja kukutendereza n’omutima gwange gwonna.+

Mu maaso ga bakatonda abalala,

Nja kuyimba ennyimba ezikutendereza.

 2 Nja kuvunnama nga ntunudde eri yeekaalu yo entukuvu;*+

Nja kutendereza erinnya lyo,+

Olw’okwagala kwo okutajjulukuka n’olw’obwesigwa bwo.

Kubanga ogulumizza ekigambo kyo n’erinnya lyo okusinga ebintu ebirala byonna.*

 3 Ku lunaku lwe nnakukoowoola, wannyanukula;+

Wampa obuvumu era n’onfuula wa maanyi.+

 4 Bakabaka b’ensi bonna balikutendereza, Ai Yakuwa,+

Kubanga baliba bawulidde bye wasuubiza.

 5 Baliyimba ku makubo ga Yakuwa,

Kubanga ekitiibwa kya Yakuwa kingi nnyo.+

 6 Wadde nga Yakuwa wa waggulu nnyo, alowooza ku beetoowaze,+

Naye ab’amalala abeesamba.+

 7 Ne bwe ntambulira mu kifo ekirimu akabi, onkuuma ne nsigala nga ndi mulamu.+

Ogolola omukono gwo n’olwanyisa abalabe bange abasunguwadde;

Omukono gwo ogwa ddyo gujja kundokola.

 8 Yakuwa ajja kukola ebintu byonna ku lwange.

Ai Yakuwa, okwagala kwo okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe;+

Toleka mirimu gya mikono gyo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share