LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Abakkolinso 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Amabaluwa agasemba (1-3)

      • Abaweereza b’endagaano empya (4-6)

      • Endagaano empya y’esinga ekitiibwa (7-18)

2 Abakkolinso 3:2

Marginal References

  • +1Ko 9:2

2 Abakkolinso 3:3

Footnotes

  • *

    Obut., “ku bipande eby’omubiri, ku mitima.”

Marginal References

  • +1Ko 3:5
  • +Kuv 31:18; 34:1
  • +Nge 3:3; 7:3

2 Abakkolinso 3:5

Marginal References

  • +Kuv 4:12, 15; Baf 2:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 28

    3/1/2002, lup. 18-19

    12/1/2000, lup. 15-16

2 Abakkolinso 3:6

Marginal References

  • +Beb 8:6
  • +Bar 13:9
  • +Bag 3:10
  • +Yok 6:63

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2002, lup. 18-19

    12/1/2000, lup. 15-16

2 Abakkolinso 3:7

Marginal References

  • +Kuv 31:18; 32:16
  • +Kuv 34:29, 30

2 Abakkolinso 3:8

Marginal References

  • +Bik 2:1, 4
  • +1Pe 4:14

2 Abakkolinso 3:9

Marginal References

  • +Ma 27:26
  • +Kuv 34:35
  • +Bar 3:21, 22

2 Abakkolinso 3:10

Marginal References

  • +Bak 2:16, 17

2 Abakkolinso 3:11

Marginal References

  • +Kuv 19:16; 24:17
  • +Beb 12:22-24

2 Abakkolinso 3:12

Marginal References

  • +1Pe 1:3, 4

2 Abakkolinso 3:13

Marginal References

  • +Kuv 34:33-35

2 Abakkolinso 3:14

Marginal References

  • +Bar 11:7
  • +Yok 12:40
  • +Bar 7:6; Bef 2:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2005, lup. 14

    4/1/2004, lup. 18

2 Abakkolinso 3:15

Marginal References

  • +Bik 15:21
  • +Bar 11:8

2 Abakkolinso 3:16

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Kuv 34:34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2018, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2005, lup. 17

2 Abakkolinso 3:17

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Yok 4:24
  • +Is 61:1; Bar 6:14; 8:15; Bag 5:1, 13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 19-20

    4/2018, lup. 8-9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 10

2 Abakkolinso 3:18

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +2Ko 4:6; Bef 4:23, 24; 5:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2012, lup. 23-24

    9/1/2005, lup. 8-9, 17

    4/1/2004, lup. 18-19

General

2 Kol. 3:21Ko 9:2
2 Kol. 3:31Ko 3:5
2 Kol. 3:3Kuv 31:18; 34:1
2 Kol. 3:3Nge 3:3; 7:3
2 Kol. 3:5Kuv 4:12, 15; Baf 2:13
2 Kol. 3:6Beb 8:6
2 Kol. 3:6Bar 13:9
2 Kol. 3:6Bag 3:10
2 Kol. 3:6Yok 6:63
2 Kol. 3:7Kuv 31:18; 32:16
2 Kol. 3:7Kuv 34:29, 30
2 Kol. 3:8Bik 2:1, 4
2 Kol. 3:81Pe 4:14
2 Kol. 3:9Ma 27:26
2 Kol. 3:9Kuv 34:35
2 Kol. 3:9Bar 3:21, 22
2 Kol. 3:10Bak 2:16, 17
2 Kol. 3:11Kuv 19:16; 24:17
2 Kol. 3:11Beb 12:22-24
2 Kol. 3:121Pe 1:3, 4
2 Kol. 3:13Kuv 34:33-35
2 Kol. 3:14Bar 11:7
2 Kol. 3:14Yok 12:40
2 Kol. 3:14Bar 7:6; Bef 2:15
2 Kol. 3:15Bik 15:21
2 Kol. 3:15Bar 11:8
2 Kol. 3:16Kuv 34:34
2 Kol. 3:17Yok 4:24
2 Kol. 3:17Is 61:1; Bar 6:14; 8:15; Bag 5:1, 13
2 Kol. 3:182Ko 4:6; Bef 4:23, 24; 5:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Abakkolinso 3:1-18

2 Abakkolinso

3 Twetaaga nate okwesemba ffekka gye muli? Oba okufaananako abantu abamu, naffe twetaaga amabaluwa agatusemba gye muli oba okuva gye muli? 2 Mmwe mmwennyini mmwe mabaluwa gaffe+ agawandiikiddwa ku mitima gyaffe agamanyiddwa era agasomebwa abantu bonna. 3 Kyeyolese bulungi nti muli bbaluwa ya Kristo gye twawandiika ffe ng’abaweereza,+ etaawandiikibwa na bwino wabula n’omwoyo gwa Katonda omulamu, era teyawandiikibwa ku bipande eby’amayinja,+ wabula ku mitima.*+

4 Era okuyitira mu Kristo tulina obwesige nga buno eri Katonda. 5 Tetukitwala nti ebisaanyizo bye tulina twabifuna ku lwaffe; byava eri Katonda,+ 6 eyatuwa ebisaanyizo eby’okubeera abaweereza ab’endagaano empya,+ si ab’amateeka agali mu buwandiike,+ wabula ab’omwoyo; kubanga amateeka agali mu buwandiike gasalira omuntu omusango ogw’okufa,+ naye omwoyo guwa omuntu obulamu.+

7 Bwe kiba nti Amateeka agaleeta okufa era agaayolebwa mu nnukuta ku mayinja+ gajjira mu kitiibwa, abaana ba Isirayiri ne baba nga tebasobola kwekaliriza Musa mu maaso olw’ekitiibwa ekyali mu maaso ge,+ ekitiibwa ekyali eky’okuggwaawo, 8 obuweereza obw’omwoyo+ tebusingawo nnyo okuba obw’ekitiibwa?+ 9 Bwe kiba nti Amateeka agaleetera omuntu okusingibwa omusango+ gaali ga kitiibwa,+ obuweereza obw’obutuukirivu bwa kitiibwa nnyo n’okusingawo.+ 10 Mu butuufu, n’ekyo ekyali eky’ekitiibwa kiggiddwako ekitiibwa olw’ekitiibwa ekikisinga.+ 11 Bwe kiba nti ekyo ekyali eky’okuggibwawo kyaleetebwa mu kitiibwa,+ ekyo eky’okusigalawo ebbanga lyonna kyandibadde n’ekitiibwa ekisingawo.+

12 Nga bwe tulina essuubi eryo,+ twogerera ddala n’obuvumu, 13 era tetukola nga Musa, eyeebikkanga ekitambaala mu maaso,+ abaana ba Isirayiri baleme okwekaliriza enkomerero y’ekyo ekyali eky’okuggibwawo. 14 Naye obusobozi bwabwe obw’okulowooza bwaddirira.+ Kubanga n’okutuusa leero ekibikka kye kimu kibabeerako ng’endagaano enkadde esomebwa,+ kubanga kiggibwawo okuyitira mu Kristo.+ 15 Mu butuufu, n’okutuusa leero, buli ebitabo bya Musa lwe bisomebwa,+ ekibikka kibeera ku mitima gyabwe.+ 16 Naye bwe wabaawo adda eri Yakuwa* ekibikka kiggibwawo.+ 17 Yakuwa* gwe Mwoyo,+ era omwoyo gwa Yakuwa we guba wabaawo eddembe.+ 18 Era ffe ffenna abatabikkiddwa ku maaso twoleka ekitiibwa kya Yakuwa* ng’endabirwamu, era tukyusibwa mu kifaananyi kye kimu okuva mu kitiibwa ekimu okudda mu kirala, nga Yakuwa* Omwoyo bw’akolera ddala.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share