LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 82
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusaba wabeewo okusala omusango mu butuukirivu

        • ‘Katonda alamulira wakati mu bakatonda’ (1)

        • “Mulamulenga omunaku” (3)

        • “Muli bakatonda” (6)

Zabbuli 82:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +1By 25:1

Zabbuli 82:1

Footnotes

  • *

    Oba, “mu abo abalinga bakatonda.”

Marginal References

  • +2By 19:6
  • +Kuv 18:21, 22; Zb 82:6; Yok 10:34, 35

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 9

Zabbuli 82:2

Marginal References

  • +Lev 19:15; Mub 5:8
  • +Ma 1:16, 17; 2By 19:7; Nge 18:5

Zabbuli 82:3

Marginal References

  • +Ma 24:17
  • +Yer 22:3

Zabbuli 82:5

Marginal References

  • +Mi 3:1
  • +Zb 11:3; Nge 29:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 82:6

Footnotes

  • *

    Oba, “mulinga bakatonda.”

Marginal References

  • +Yok 10:34, 35; 1Ko 8:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 9

Zabbuli 82:7

Marginal References

  • +Zb 49:12
  • +Zb 146:3, 4

Zabbuli 82:8

Marginal References

  • +Zb 96:13

General

Zab. 82:obugambo obuli waggulu1By 25:1
Zab. 82:12By 19:6
Zab. 82:1Kuv 18:21, 22; Zb 82:6; Yok 10:34, 35
Zab. 82:2Lev 19:15; Mub 5:8
Zab. 82:2Ma 1:16, 17; 2By 19:7; Nge 18:5
Zab. 82:3Ma 24:17
Zab. 82:3Yer 22:3
Zab. 82:5Mi 3:1
Zab. 82:5Zb 11:3; Nge 29:4
Zab. 82:6Yok 10:34, 35; 1Ko 8:5
Zab. 82:7Zb 49:12
Zab. 82:7Zb 146:3, 4
Zab. 82:8Zb 96:13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 82:1-8

Zabbuli

Zabbuli ya Asafu.+

82 Katonda ayimirira mu lukiiko lwe;+

Alamulira wakati mu bakatonda,* n’agamba nti:+

 2 “Mulituusa wa okusala emisango mu butali bwenkanya+

N’okwekubiira ku ludda lw’ababi?+ (Seera)

 3 Mulamulenga omunaku n’atalina kitaawe.+

Mubenga benkanya eri ateesobola era omwavu.+

 4 Mununulenga omunaku n’omwavu;

Mubalokolenga mu mukono gw’omubi.”

 5 Abalamuzi tebamanyi era tebategeera;+

Batambulira mu kizikiza;

Emisingi gyonna egy’ensi gikankana.+

 6 “Ŋŋambye nti, ‘Muli bakatonda,*+

Mmwenna muli baana b’oyo Asingayo Okuba Waggulu.

 7 Kyokka mulifa ng’abantu bwe bafa;+

Ng’abaami abalala bwe basaanawo nammwe bwe mutyo bwe mulisaanawo!’”+

 8 Yimuka Ai Katonda olamule ensi,+

Kubanga amawanga gonna gago.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share