LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 120
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omugwira ayagala emirembe

        • ‘Mponya olulimi olukuusa (2)

        • “Njagala mirembe” (7)

Zabbuli 120:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Zabbuli 120:1

Marginal References

  • +Zb 18:6
  • +Zb 50:15; Yon 2:1, 2

Zabbuli 120:3

Footnotes

  • *

    Obut., “era kiki ky’anaakwongerako.”

Marginal References

  • +Nge 12:22

Zabbuli 120:4

Marginal References

  • +Zb 7:13
  • +Zb 140:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 31-32

Zabbuli 120:5

Marginal References

  • +Lub 10:2
  • +Yer 49:28

Zabbuli 120:6

Marginal References

  • +Zb 57:4

General

Zab. 120:1Zb 18:6
Zab. 120:1Zb 50:15; Yon 2:1, 2
Zab. 120:3Nge 12:22
Zab. 120:4Zb 7:13
Zab. 120:4Zb 140:10
Zab. 120:5Lub 10:2
Zab. 120:5Yer 49:28
Zab. 120:6Zb 57:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 120:1-7

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka.*

120 Nnakoowoola Yakuwa nga ndi mu buzibu obw’amaanyi,+

N’annyanukula.+

 2 Ai Yakuwa, mponya emimwa egirimba

N’olulimi olukuusa.

 3 Katonda anaakukola ki, era anaakubonereza atya,*

Ggwe olulimi olukuusa?+

 4 Ojja kubonerezebwa n’obusaale obusongovu+ obw’abalwanyi,

N’amanda agengereredde+ ag’omuti ogw’omu ddungu.

 5 Zinsanze, kubanga mbadde mbeera ng’omugwira mu Meseki!+

Mbadde mbeera mu weema z’e Kedali.+

 6 Mmaze ekiseera kiwanvu nnyo nga mbeera

N’abantu abataagala mirembe.+

 7 Nze njagala mirembe, naye bwe njogera

Bo baagala kulwana.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share