LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 108
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala ey’okuwangula abalabe

        • Obulokozi bw’abantu tebugasa (12)

        • “Katonda ajja kutuwa amaanyi” (13)

Zabbuli 108:1

Footnotes

  • *

    Obut., “n’ekitiibwa kyange.”

Marginal References

  • +Zb 57:7-11; 104:33

Zabbuli 108:2

Marginal References

  • +Zb 81:2

Zabbuli 108:4

Marginal References

  • +Zb 36:5; 103:11

Zabbuli 108:5

Marginal References

  • +Zb 8:1; 57:5, 11

Zabbuli 108:6

Marginal References

  • +Zb 20:6; 60:5

Zabbuli 108:7

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Katonda ayogeredde mu kifo kye ekitukuvu nti.”

Marginal References

  • +Yos 17:7
  • +Lub 33:17; Zb 60:6-8

Zabbuli 108:8

Footnotes

  • *

    Obut., “kye kigo ky’omutwe gwange.”

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Zb 60:7.

Marginal References

  • +Yos 13:8, 11
  • +Ma 33:17
  • +Lub 49:10

Zabbuli 108:9

Marginal References

  • +2Sa 8:2
  • +Kbl 24:18; 2Sa 8:14
  • +2Sa 8:1

Zabbuli 108:10

Marginal References

  • +Zb 60:9-12

Zabbuli 108:11

Marginal References

  • +Ma 23:14

Zabbuli 108:12

Marginal References

  • +Zb 18:6
  • +Zb 118:8; 146:3, 4

Zabbuli 108:13

Marginal References

  • +1Sa 2:4; 2Sa 22:40; Is 40:29-31
  • +Zb 44:5

General

Zab. 108:1Zb 57:7-11; 104:33
Zab. 108:2Zb 81:2
Zab. 108:4Zb 36:5; 103:11
Zab. 108:5Zb 8:1; 57:5, 11
Zab. 108:6Zb 20:6; 60:5
Zab. 108:7Yos 17:7
Zab. 108:7Lub 33:17; Zb 60:6-8
Zab. 108:8Yos 13:8, 11
Zab. 108:8Ma 33:17
Zab. 108:8Lub 49:10
Zab. 108:92Sa 8:2
Zab. 108:9Kbl 24:18; 2Sa 8:14
Zab. 108:92Sa 8:1
Zab. 108:10Zb 60:9-12
Zab. 108:11Ma 23:14
Zab. 108:12Zb 18:6
Zab. 108:12Zb 118:8; 146:3, 4
Zab. 108:131Sa 2:4; 2Sa 22:40; Is 40:29-31
Zab. 108:13Zb 44:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 108:1-13

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi. Oluyimba.

108 Omutima gwange munywevu, Ai Katonda.

Nja kuyimba ennyimba ezikutendereza n’obusobozi bwange bwonna.*+

 2 Zuukuka ggwe ekivuga eky’enkoba; naawe entongooli.+

Nja kuzuukusa emmambya.

 3 Ai Yakuwa, nja kukutenderereza mu bantu;

Nja kukuyimbira mu mawanga ennyimba ezikutendereza.

 4 Kubanga okwagala kwo okutajjulukuka kungi nnyo, kuli waggulu nnyo ng’eggulu,+

N’obwesigwa bwo butuuka ku bire.

 5 Ogulumizibwe okusinga eggulu, Ai Katonda;

Ekitiibwa kyo ka kibeere ku nsi yonna.+

 6 Tulokole n’omukono gwo ogwa ddyo era onziremu,

Abo b’oyagala basobole okununulibwa.+

 7 Katonda omutukuvu agambye nti:*

“Nja kujaguza; Sekemu+ nja kumuwa abantu bange okuba obusika;

Ekiwonvu ky’e Sukkosi+ nja kukiwa abantu bange.

 8 Gireyaadi+ wange ne Manase wange,

Efulayimu ye sseppeewo y’oku mutwe gwange;*+

Yuda ye ddamula* yange.+

 9 Mowaabu ye bbenseni mwe nnaabira.+

Nja kusuula engatto yange ku Edomu.+

Nja kujaganya olw’okuwangula Bufirisuuti.”+

10 Ani anantwala mu kibuga ekiriko bbugwe?

Ani anankulembera okuntuusa mu Edomu?+

11 Si ye ggwe, Ai Katonda eyatwesamba,

Katonda waffe atakyagenda naffe mu lutalo?+

12 Tuyambe mu buzibu bwe tulimu,+

Kubanga obulokozi bw’abantu tebugasa.+

13 Katonda ajja kutuwa amaanyi,+

Era ajja kulinnyirira abalabe baffe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share