LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ensolo ey’emitwe omusanvu eva mu nnyanja (1-10)

      • Ensolo ey’amayembe abiri eva mu ttaka (11-13)

      • Ekifaananyi ky’ensolo ey’emitwe omusanvu (14, 15)

      • Akabonero k’ensolo n’ennamba yaayo (16-18)

Okubikkulirwa 13:1

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, ogusota.

Marginal References

  • +Kub 11:7; 13:18
  • +Is 57:20; Kub 21:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2012, lup. 8-11, 14-18

    2/15/2009, lup. 4

    4/1/2004, lup. 4

    7/1/1989, lup. 12

    1/1/1989, lup. 12

Okubikkulirwa 13:2

Marginal References

  • +Kub 12:9
  • +Luk 4:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2004, lup. 4

    1/1/1989, lup. 12

Okubikkulirwa 13:3

Marginal References

  • +Kub 13:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1989, lup. 12-13

Okubikkulirwa 13:5

Marginal References

  • +Kub 11:2, 3

Okubikkulirwa 13:6

Marginal References

  • +Dan 7:25
  • +Kub 12:12

Okubikkulirwa 13:7

Marginal References

  • +Kub 12:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2012, lup. 15

Okubikkulirwa 13:8

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mat 25:34.

Marginal References

  • +Kub 3:5; 21:27
  • +Is 53:7; Mat 27:50; Kub 5:6, 12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 3

Okubikkulirwa 13:9

Marginal References

  • +Mat 11:15

Okubikkulirwa 13:10

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Omuntu yenna bw’aba ow’okuttibwa n’ekitala.”

Marginal References

  • +Mat 26:52
  • +Dan 7:18; 1Ko 6:2; Kub 20:6
  • +Mat 24:13; Beb 10:36; 12:3
  • +Kub 2:10

Okubikkulirwa 13:11

Marginal References

  • +Kub 16:13; 20:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 3-4

    7/1/1989, lup. 12

Okubikkulirwa 13:12

Marginal References

  • +Kub 13:1
  • +Kub 13:3

Okubikkulirwa 13:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 3-4

Okubikkulirwa 13:14

Marginal References

  • +Kub 19:20; 20:4
  • +Kub 13:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1989, lup. 12

Okubikkulirwa 13:15

Footnotes

  • *

    Oba, “omwoyo.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1989, lup. 12-13

Okubikkulirwa 13:16

Marginal References

  • +Kub 14:9, 10; 16:2; 19:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 18

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 4

    4/1/2004, lup. 6-7

Okubikkulirwa 13:17

Marginal References

  • +Kub 14:11
  • +Kub 15:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 4

Okubikkulirwa 13:18

Marginal References

  • +Dan 3:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 4

    4/1/2004, lup. 3, 4-7

    1/1/1989, lup. 12-13

General

Kub. 13:1Kub 11:7; 13:18
Kub. 13:1Is 57:20; Kub 21:1
Kub. 13:2Kub 12:9
Kub. 13:2Luk 4:6
Kub. 13:3Kub 13:14
Kub. 13:5Kub 11:2, 3
Kub. 13:6Dan 7:25
Kub. 13:6Kub 12:12
Kub. 13:7Kub 12:17
Kub. 13:8Kub 3:5; 21:27
Kub. 13:8Is 53:7; Mat 27:50; Kub 5:6, 12
Kub. 13:9Mat 11:15
Kub. 13:10Mat 26:52
Kub. 13:10Dan 7:18; 1Ko 6:2; Kub 20:6
Kub. 13:10Mat 24:13; Beb 10:36; 12:3
Kub. 13:10Kub 2:10
Kub. 13:11Kub 16:13; 20:2
Kub. 13:12Kub 13:1
Kub. 13:12Kub 13:3
Kub. 13:14Kub 19:20; 20:4
Kub. 13:14Kub 13:3
Kub. 13:16Kub 14:9, 10; 16:2; 19:20
Kub. 13:17Kub 14:11
Kub. 13:17Kub 15:2
Kub. 13:18Dan 3:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 13:1-18

Okubikkulirwa

13 Ne guyimirira* ku musenyu gw’ennyanja.

Ne ndaba ensolo+ ng’eva mu nnyanja,+ ng’erina amayembe kkumi n’emitwe musanvu, era ku mayembe gaayo kwaliko engule kkumi, ne ku mitwe gyayo kwaliko amannya ag’obuvvoozi. 2 Ensolo gye nnalaba yalinga engo, naye ebigere byayo byalinga eby’eddubu, ate akamwa kaayo kaalinga ak’empologoma. Ogusota+ ne guwa ensolo amaanyi gaayo n’entebe yaayo ey’obwakabaka n’obuyinza bungi.+

3 Ne ndaba ogumu ku mitwe gyayo nga guliko ekiwundu ekyali kigenda okugitta, naye ekiwundu ekyo ne kiwona,+ era ensi yonna ne yeewuunya n’egoberera ensolo eyo. 4 Ne basinza ogusota kubanga gwawa ensolo obuyinza, era ne basinza ensolo nga boogera ebigambo bino: “Ani alinga ensolo, era ani ayinza okugirwanyisa?” 5 N’eweebwa akamwa akoogera ebintu eby’okwekulumbaza n’eby’obuvvoozi era n’eweebwa obuyinza okumala emyezi 42.+ 6 N’eyasamya akamwa kaayo okuvvoola+ Katonda, n’evvoola erinnya lye n’ekifo gy’abeera, n’abo ababeera mu ggulu.+ 7 N’ekkirizibwa okulwana n’abatukuvu n’okubawangula,+ era n’eweebwa obuyinza ku buli kika n’abantu n’olulimi n’eggwanga. 8 Bonna abali ku nsi baligisinza. Abo okuva ku ntandikwa y’ensi* amannya gaabwe tegaawandiikibwa mu muzingo ogw’obulamu+ ogw’Omwana gw’Endiga eyattibwa.+

9 Buli alina okutu, awulire.+ 10 Omuntu yenna bw’aba ow’okutwalibwa mu busibe, ajja kugenda mu busibe. Omuntu yenna bw’anatta n’ekitala,* ajja kuttibwa n’ekitala.+ Wano abatukuvu+ we kibeetaagisiza okugumiikiriza+ n’okuba n’okukkiriza.+

11 Ne ndaba ensolo endala ng’eva mu ttaka, era yalina amayembe abiri ng’ag’omwana gw’endiga, naye n’etandika okwogera ng’ogusota.+ 12 Era ekozesa obuyinza bwonna obw’ensolo eyasooka,+ ng’ensolo eyasooka eraba. Ereetera ensi ne bonna abagiriko okusinza ensolo eyasooka, eyawona ekiwundu ekyali kigenda okugitta.+ 13 Era ekola obubonero obukulu; ereetera n’omuliro okuva mu ggulu ne gukka ku nsi ng’abantu balaba.

14 Era erimbalimba abo ababeera ku nsi olw’obubonero bwe yakkirizibwa okukola mu maaso g’ensolo, ng’egamba abo ababeera ku nsi okukola ekifaananyi ky’ensolo+ eyalina ekiwundu eky’ekitala naye n’ewona.+ 15 N’ekkirizibwa okuwa ekifaananyi ky’ensolo omukka* ogw’obulamu kisobole okwogera n’okuttisa abo bonna abatasinza kifaananyi ky’ensolo.

16 Ewaliriza abantu bonna, ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa, abagagga n’abaavu, ab’eddembe n’abaddu, okuteekebwako akabonero ku mukono gwabwe ogwa ddyo oba ku byenyi byabwe,+ 17 waleme kubaawo ayinza okugula oba okutunda okuggyako ng’aliko akabonero, ng’akabonero kano lye linnya+ ly’ensolo oba ennamba y’erinnya lyayo.+ 18 Wano we kyetaagisiza amagezi: Oyo alina okutegeera abalirire ennamba y’ensolo, kubanga nnamba ya muntu, era ennamba eyo eri 666.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share