LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yerusaalemi, ekibuga ekiriko omusango gw’okuyiwa omusaayi (1-16)

      • Isirayiri alinga amasengere agatalina mugaso (17-22)

      • Abakulembeze n’abantu ba Isirayiri basalirwa omusango (23-31)

Ezeekyeri 22:2

Footnotes

  • *

    Obut., “onoosala omusango, onoosala omusango.”

Marginal References

  • +2Sk 21:16; Yer 2:34; Mat 23:37
  • +Ezk 16:51

Ezeekyeri 22:3

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Lev 26:30.

Marginal References

  • +Ezk 24:6
  • +2Sk 21:11
  • +Ezk 12:25

Ezeekyeri 22:4

Marginal References

  • +Lub 9:6
  • +Lev 26:30; Ezk 23:37
  • +Ma 28:37; 1Sk 9:7; Zb 80:6; Ezk 23:32; Dan 9:16

Ezeekyeri 22:5

Marginal References

  • +Zb 79:4

Ezeekyeri 22:6

Marginal References

  • +Is 1:23; Mi 3:1-3; Zef 3:3

Ezeekyeri 22:7

Footnotes

  • *

    Oba, “ne bamulekwa.”

Marginal References

  • +Ma 27:16
  • +Kuv 22:21, 22; Zb 82:3; Is 1:17

Ezeekyeri 22:8

Marginal References

  • +Lev 19:30

Ezeekyeri 22:9

Marginal References

  • +Kuv 23:1; Lev 19:16
  • +Yer 13:27

Ezeekyeri 22:10

Footnotes

  • *

    Obut., “babikkula obwereere bwa kitaabwe.”

Marginal References

  • +Lev 18:7; 20:11
  • +Lev 18:19; 20:18

Ezeekyeri 22:11

Marginal References

  • +Lev 18:20; 20:10; Yer 5:8
  • +Lev 18:15
  • +Lev 20:17

Ezeekyeri 22:12

Marginal References

  • +Kuv 23:8; Ma 27:25; Is 1:23
  • +Ma 23:19
  • +Kuv 22:25; Lev 6:4, 5

Ezeekyeri 22:14

Marginal References

  • +Ezk 21:7

Ezeekyeri 22:15

Marginal References

  • +Ma 4:27; 28:25
  • +Is 1:25; Ezk 23:27

Ezeekyeri 22:16

Marginal References

  • +Ezk 6:13

Ezeekyeri 22:18

Marginal References

  • +Nge 17:3; Yer 6:28-30

Ezeekyeri 22:19

Marginal References

  • +Zb 119:119; Nge 25:4

Ezeekyeri 22:20

Marginal References

  • +Ezk 21:31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 13

Ezeekyeri 22:21

Marginal References

  • +Ma 4:24; Zb 21:9; Yer 21:12
  • +Zb 68:2

Ezeekyeri 22:25

Marginal References

  • +Yer 5:31; 6:13, 14
  • +Mi 3:5

Ezeekyeri 22:26

Marginal References

  • +Yer 2:8; Kuk 4:13; Mi 3:11
  • +Lev 20:3; 22:2
  • +Lev 10:10
  • +Lev 11:46, 47

Ezeekyeri 22:27

Marginal References

  • +Mi 3:1-3; Zef 3:3

Ezeekyeri 22:28

Marginal References

  • +Is 30:10; Yer 23:25; Kuk 2:14; Ezk 13:9, 10

Ezeekyeri 22:29

Marginal References

  • +Is 1:23; 3:14; Yer 21:12; Mi 2:2

Ezeekyeri 22:30

Marginal References

  • +Kuv 32:11; Zb 106:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 13

General

Ezk. 22:22Sk 21:16; Yer 2:34; Mat 23:37
Ezk. 22:2Ezk 16:51
Ezk. 22:3Ezk 24:6
Ezk. 22:32Sk 21:11
Ezk. 22:3Ezk 12:25
Ezk. 22:4Lub 9:6
Ezk. 22:4Lev 26:30; Ezk 23:37
Ezk. 22:4Ma 28:37; 1Sk 9:7; Zb 80:6; Ezk 23:32; Dan 9:16
Ezk. 22:5Zb 79:4
Ezk. 22:6Is 1:23; Mi 3:1-3; Zef 3:3
Ezk. 22:7Ma 27:16
Ezk. 22:7Kuv 22:21, 22; Zb 82:3; Is 1:17
Ezk. 22:8Lev 19:30
Ezk. 22:9Kuv 23:1; Lev 19:16
Ezk. 22:9Yer 13:27
Ezk. 22:10Lev 18:7; 20:11
Ezk. 22:10Lev 18:19; 20:18
Ezk. 22:11Lev 18:20; 20:10; Yer 5:8
Ezk. 22:11Lev 18:15
Ezk. 22:11Lev 20:17
Ezk. 22:12Kuv 23:8; Ma 27:25; Is 1:23
Ezk. 22:12Ma 23:19
Ezk. 22:12Kuv 22:25; Lev 6:4, 5
Ezk. 22:14Ezk 21:7
Ezk. 22:15Ma 4:27; 28:25
Ezk. 22:15Is 1:25; Ezk 23:27
Ezk. 22:16Ezk 6:13
Ezk. 22:18Nge 17:3; Yer 6:28-30
Ezk. 22:19Zb 119:119; Nge 25:4
Ezk. 22:20Ezk 21:31
Ezk. 22:21Ma 4:24; Zb 21:9; Yer 21:12
Ezk. 22:21Zb 68:2
Ezk. 22:25Yer 5:31; 6:13, 14
Ezk. 22:25Mi 3:5
Ezk. 22:26Yer 2:8; Kuk 4:13; Mi 3:11
Ezk. 22:26Lev 20:3; 22:2
Ezk. 22:26Lev 10:10
Ezk. 22:26Lev 11:46, 47
Ezk. 22:27Mi 3:1-3; Zef 3:3
Ezk. 22:28Is 30:10; Yer 23:25; Kuk 2:14; Ezk 13:9, 10
Ezk. 22:29Is 1:23; 3:14; Yer 21:12; Mi 2:2
Ezk. 22:30Kuv 32:11; Zb 106:23
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 22:1-31

Ezeekyeri

22 Yakuwa era n’ayogera nange n’aŋŋamba nti: 2 “Omwana w’omuntu oli mwetegefu okulangirira omusango* ogusaliddwa ekibuga ekiyiwa omusaayi+ era n’okukimanyisa ebintu byonna eby’omuzizo bye kikola?+ 3 Ojja kugamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Ggwe ekibuga ekiriko omusango gw’okuyiwa omusaayi+ era ekikola ebifaananyi ebyenyinyaza* okweyonoona,+ ekiseera kyo kijja.+ 4 Oliko omusango olw’okuyiwa omusaayi+ era ebifaananyi byo ebyenyinyaza bikufudde atali mulongoofu.+ Oyanguyizza enkomerero y’ennaku zo era n’enkomerero y’emyaka gyo etuuse. Kyennaava nkufuula ekivume eri amawanga era ekintu ekisekererwa ensi zonna.+ 5 Ensi ezikuli okumpi n’ezo ezikuli ewala zijja kukusekerera,+ ggwe akoze erinnya ebbi era alimu obusambattuko. 6 Laba! Abaami ba Isirayiri bonna abali mu ggwe bakozesa obuyinza bwabwe okuyiwa omusaayi.+ 7 Mu ggwe abantu banyooma bakitaabwe ne bannyaabwe.+ Bakumpanya abagwira era bayisa bubi bannamwandu n’abaana abatalina bakitaabwe.”’”*+

8 “‘Onyooma ebifo byange ebitukuvu era ovvoola ssabbiiti zange.+ 9 Mu ggwe mulimu abo abawaayiriza bannaabwe nga baagala okuyiwa omusaayi.+ Baliira ssaddaaka ku nsozi zo era bakolera mu ggwe eby’obugwenyufu.+ 10 Mu ggwe baweebuula ebitanda bya bakitaabwe,*+ era beegatta n’abakazi abatali balongoofu abali mu nsonga.+ 11 Mu ggwe abasajja bakola eby’omuzizo ne baka bannaabwe,+ abalala beegatta ne baka baana baabwe,+ ate abalala beegatta ne bannyinaabwe, abaana ba bakitaabwe.+ 12 Era mu ggwe balya enguzi basobole okuyiwa omusaayi.+ Owola olw’okwagala okufuna amagoba,+ era oggya ku banno ssente mu ngeri ey’olukujjukujju.+ Mazima ddala onneerabiridde ddala,’ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.

13 “‘Laba! Nneetamiddwa olw’ebintu by’ofunye mu makubo amakyamu n’olw’ebikolwa eby’ettemu ebikolebwa mu ggwe. 14 Onooba okyalina obuvumu era nga n’emikono gyo gikyalina amaanyi ku lunaku lwe nnaakubonererezaako?+ Nze Yakuwa nze nkyogedde era nja kubaako kye nkolawo. 15 Nja kukusaasaanya mu mawanga era nkubunye mu nsi ez’enjawulo,+ era nja kukomya obutali bulongoofu bwo.+ 16 Ojja kuweebuulwa mu maaso g’amawanga, era ojja kumanya nti nze Yakuwa.’”+

17 Yakuwa era n’ayogera nange n’aŋŋamba nti: 18 “Omwana w’omuntu, ab’ennyumba ya Isirayiri balinga amasengere agatagasa gye ndi. Bonna balinga ekikomo, ebbaati, ekyuma, n’erisasi mu kyoto. Balinga amasengere ga ffeeza.+

19 “Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Olw’okuba mmwenna mulinga amasengere agatagasa,+ nja kubakuŋŋaanyiza mu Yerusaalemi. 20 Nga bwe bakuŋŋaanya ffeeza, ekikomo, ekyuma, erisasi, n’ebbaati, ne babiteeka mu kyoto ne bafukuta omuliro okubisaanuusa, nange bwe ntyo bwe nnaabakuŋŋaanya nga ndiko obusungu n’ekiruyi, ne nfukuta omuliro ne mbasaanuusa.+ 21 Nja kubakuŋŋaanya wamu mbafukuteko omuliro gw’obusungu bwange,+ era mujja kusaanuukira mu Yerusaalemi.+ 22 Nga ffeeza bw’asaanuusibwa mu kyoto, nammwe mujja kusaanuusibwa mu Yerusaalemi; era mujja kumanya nti nze Yakuwa nze mbafuseeko obusungu bwange.’”

23 Yakuwa era n’ayongera n’aŋŋamba nti: 24 “Omwana w’omuntu, mugambe nti, ‘Oli nsi etejja kulongoosebwa era etejja kutonnyamu nkuba ku lunaku olw’obusungu. 25 Bannabbi be beekobaanye,+ ne baba ng’empologoma ewuluguma etaagulataagula omuyiggo.+ Batta abantu. Banyaga eby’obugagga n’ebintu eby’omuwendo, era n’abakazi baamu bangi babafudde bannamwandu. 26 Bakabona be bamenye amateeka gange+ era bavvoola ebifo byange ebitukuvu.+ Tebaawula bintu bitukuvu ku bitali bitukuvu,+ era tebategeeza bantu bintu birongoofu na bitali birongoofu;+ tebakwata ssabbiiti zange, era nvumaganyizibwa mu bo. 27 Abaami be abali mu ye balinga emisege egitaagulataagula omuyiggo; bayiwa omusaayi era batta abantu beefunire ebintu mu makubo amakyamu.+ 28 Kyokka bannabbi be babikkirira ebibi by’abaami abo ng’abantu bwe babikkirira ekisenge nga bakisiigako langi enjeru. Bafuna okwolesebwa okw’obulimba era ne balagula eby’obulimba,+ era bagamba nti: “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba,” so nga Yakuwa talina ky’ayogedde. 29 Abantu b’omu nsi bakumpanyizza era ne banyaga;+ bayisizza bubi abali mu bwetaavu n’abaavu, bakumpanyizza omugwira era tebamulaze bwenkanya.’

30 “‘Nnanoonya mu bo omuntu ayinza okuddaabiriza bbugwe oba okuyimirira mu maaso gange mu kituli ekyakubibwa mu bbugwe, nneme okuzikiriza ensi,+ naye n’ambula. 31 N’olwekyo, nja kubafukako obusungu bwange, era mbazikirize n’omuliro gw’ekiruyi kyange. Nja kubasasula okusinziira ku makubo gaabwe,’ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share