LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 102
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala y’oyo anyigirizibwa era atalina ssuubi

        • “Nninga ekinyonyi ekiri kyokka waggulu ku nnyumba” (7)

        • “Ennaku zange ziringa ekisiikirize ekiggwaawo” (11)

        • “Yakuwa ajja kuddamu azimbe Sayuuni” (16)

        • Yakuwa abeerawo emirembe gyonna (26, 27)

Zabbuli 102:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Oba, “era anafuye.”

Marginal References

  • +Zb 61:2; 142:2

Zabbuli 102:1

Marginal References

  • +Zb 55:1; Dan 9:17
  • +Kuv 2:23

Zabbuli 102:2

Footnotes

  • *

    Oba, “Kutama owulire.”

Marginal References

  • +Zb 27:9; Kuk 1:20
  • +Zb 143:7; Is 65:24

Zabbuli 102:3

Marginal References

  • +Kuk 1:13

Zabbuli 102:4

Marginal References

  • +Zb 143:4

Zabbuli 102:5

Marginal References

  • +Zb 6:6; 38:8
  • +Yob 19:20; Nge 17:22

Zabbuli 102:7

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Nkozze mpeddewo.”

Marginal References

  • +Zb 38:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2014, lup. 16

Zabbuli 102:8

Footnotes

  • *

    Oba, “abanjerega.”

Marginal References

  • +Zb 31:11; 74:10; 79:4

Zabbuli 102:9

Marginal References

  • +Kuk 3:15
  • +Zb 80:5

Zabbuli 102:11

Marginal References

  • +Zb 39:5
  • +Yob 14:1, 2; Zb 102:4

Zabbuli 102:12

Footnotes

  • *

    Oba, “Erinnya.” Obut., “Ekijjukizo.”

Marginal References

  • +Zb 90:2
  • +Kuv 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2014, lup. 16

Zabbuli 102:13

Marginal References

  • +Is 49:15
  • +Is 60:10
  • +Ezr 1:1, 2; Is 40:2; Dan 9:2

Zabbuli 102:14

Marginal References

  • +Nek 2:3; Zb 137:5
  • +Zb 79:1

Zabbuli 102:15

Marginal References

  • +Is 60:3; Zek 8:22

Zabbuli 102:16

Marginal References

  • +Zb 147:2; Yer 33:7
  • +Is 60:1

Zabbuli 102:17

Marginal References

  • +Dan 9:20, 21
  • +Zb 22:24

Zabbuli 102:18

Footnotes

  • *

    Obut., “abalitondebwa.”

Marginal References

  • +Zb 78:4; Bar 15:4

Zabbuli 102:19

Marginal References

  • +2By 16:9

Zabbuli 102:20

Marginal References

  • +Kuv 3:7; Is 61:1
  • +2By 33:12, 13; Zb 79:11

Zabbuli 102:21

Marginal References

  • +Zb 9:13, 14; 22:22; Is 51:11

Zabbuli 102:22

Marginal References

  • +Is 11:10; 49:22; 60:3

Zabbuli 102:24

Marginal References

  • +Zb 90:2; Kab 1:12; Kub 1:8

Zabbuli 102:25

Marginal References

  • +Zb 8:3; Is 48:13; Beb 1:10-12

Zabbuli 102:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2018 lup. 6

Zabbuli 102:27

Marginal References

  • +Yob 36:26; Mal 3:6; Yak 1:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2014, lup. 16

Zabbuli 102:28

Marginal References

  • +Is 66:22

General

Zab. 102:obugambo obuli wagguluZb 61:2; 142:2
Zab. 102:1Zb 55:1; Dan 9:17
Zab. 102:1Kuv 2:23
Zab. 102:2Zb 27:9; Kuk 1:20
Zab. 102:2Zb 143:7; Is 65:24
Zab. 102:3Kuk 1:13
Zab. 102:4Zb 143:4
Zab. 102:5Zb 6:6; 38:8
Zab. 102:5Yob 19:20; Nge 17:22
Zab. 102:7Zb 38:11
Zab. 102:8Zb 31:11; 74:10; 79:4
Zab. 102:9Kuk 3:15
Zab. 102:9Zb 80:5
Zab. 102:11Zb 39:5
Zab. 102:11Yob 14:1, 2; Zb 102:4
Zab. 102:12Zb 90:2
Zab. 102:12Kuv 3:15
Zab. 102:13Is 49:15
Zab. 102:13Is 60:10
Zab. 102:13Ezr 1:1, 2; Is 40:2; Dan 9:2
Zab. 102:14Nek 2:3; Zb 137:5
Zab. 102:14Zb 79:1
Zab. 102:15Is 60:3; Zek 8:22
Zab. 102:16Zb 147:2; Yer 33:7
Zab. 102:16Is 60:1
Zab. 102:17Dan 9:20, 21
Zab. 102:17Zb 22:24
Zab. 102:18Zb 78:4; Bar 15:4
Zab. 102:192By 16:9
Zab. 102:20Kuv 3:7; Is 61:1
Zab. 102:202By 33:12, 13; Zb 79:11
Zab. 102:21Zb 9:13, 14; 22:22; Is 51:11
Zab. 102:22Is 11:10; 49:22; 60:3
Zab. 102:24Zb 90:2; Kab 1:12; Kub 1:8
Zab. 102:25Zb 8:3; Is 48:13; Beb 1:10-12
Zab. 102:27Yob 36:26; Mal 3:6; Yak 1:17
Zab. 102:28Is 66:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 102:1-28

Zabbuli

Essaala y’omuntu abonaabona era ali mu buyinike,* n’ategeeza Yakuwa ebimweraliikiriza.+

102 Ai Yakuwa, wulira okusaba kwange;+

Okuwanjaga kwange ka kutuuke gy’oli.+

 2 Tonkweka bwenyi bwo nga ndi mu nnaku.+

Ntegera okutu;*

Nnyanukula mangu bwe nkukoowoola.+

 3 Kubanga obulamu bwange buggwaawo ng’omukka,

N’amagumba gange gengereredde ng’amanda agaaka.+

 4 Omutima gwange gulinga omuddo ogwokeddwa akasana ne gukala,+

Kubanga nneerabira n’okulya emmere yange.

 5 Olw’okuba nsinda nnyo,+

Nsigadde magumba meereere na lususu.+

 6 Nfaanana nga kimbala ow’omu lukoola;

Nninga ekiwuugulu mu matongo.

 7 Sikyebaka ku tulo;*

Nninga ekinyonyi ekiri kyokka waggulu ku nnyumba.+

 8 Abalabe bange banvuma okuzibya obudde.+

Abo abansekerera* bakozesa erinnya lyange bwe baba bakolima.

 9 Evvu lye ndya ng’emmere,+

Era bye nnywa bitabuddwamu amaziga,+

10 Olw’obusungu bwo n’ekiruyi kyo,

Wansitula n’onkasuka eri.

11 Ennaku zange ziringa ekisiikirize ekiggwaawo,+

Era mpotoka ng’omuddo.+

12 Naye ggwe Ai Yakuwa, obeerawo emirembe gyonna,+

Ettutumu* lyo lya mirembe gyonna.+

13 Mazima ddala ojja kuyimuka osaasire Sayuuni,+

Kubanga kye kiseera okumulaga ekisa;+

Ekiseera ekigereke kituuse.+

14 Amayinja ge gasanyusa abaweereza bo,+

Era baagala nnyo enfuufu ye.+

15 Amawanga gajja kutya erinnya lya Yakuwa,

Era bakabaka bonna ab’omu nsi bajja kutya ekitiibwa kyo.+

16 Kubanga Yakuwa ajja kuddamu azimbe Sayuuni;+

Ajja kulabikira mu kitiibwa kye.+

17 Ajja kuwuliriza okusaba kw’abanaku;+

Tajja kugaya ssaala zaabwe.+

18 Bino biwandiikiddwa okuganyula omulembe oguliddawo,+

Abantu abalibaawo* basobole okutendereza Ya.

19 Yakuwa atunula wansi ng’ayima mu watukuvu we waggulu,+

Atunuulira ensi ng’ayima mu ggulu,

20 Okuwulira okusinda kw’omusibe,+

Okusumulula abo abasaliddwa ogw’okufa,+

21 Erinnya lya Yakuwa lisobole okulangirirwa mu Sayuuni+

N’ettendo lye mu Yerusaalemi,

22 Ng’amawanga n’obwakabaka bikuŋŋaanye wamu

Okuweereza Yakuwa.+

23 Yanzigyako amaanyi gange nga nkyali muto;

Yasala ku nnaku zange.

24 Nnagamba nti: “Ai Katonda wange,

Tonzigyaawo nga sinnakaddiwa,

Ggwe abeerawo emirembe n’emirembe.+

25 Edda ennyo wassaawo emisingi gy’ensi,

N’eggulu nalyo mulimu gwa mikono gyo.+

26 Birisaanawo naye ggwe olisigalawo;

Byonna birikaddiwa ng’olugoye.

Olibikyusa ng’ekyambalo, era biriggwaawo.

27 Naye ggwe tokyuka, era emyaka gyo tegirikoma.+

28 Abaana b’abaweereza bo bajja kubeera mu mirembe,

N’abaana baabwe balibeera mu maaso go olubeerera.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share