LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 49
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omulimu Yakuwa gw’awa omuweereza we (1-12)

        • Ekitangaala eri amawanga (6)

      • Ebigambo ebibudaabuda Isirayiri (13-26)

Isaaya 49:1

Footnotes

  • *

    Obut., “okuva mu lubuto.”

Marginal References

  • +Is 55:4
  • +Is 44:2; 46:3

Isaaya 49:2

Marginal References

  • +Is 51:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2008, lup. 15

Isaaya 49:3

Marginal References

  • +Is 43:10
  • +Is 44:23

Isaaya 49:4

Footnotes

  • *

    Oba, “Yakuwa ajja kunnamula mu bwenkanya.”

Marginal References

  • +Is 40:10

Isaaya 49:5

Marginal References

  • +Is 56:8

Isaaya 49:6

Marginal References

  • +Is 42:6; Mat 12:18; Luk 2:30, 32
  • +Zb 98:2; Is 11:10; 52:10; Bik 13:47

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 21-22

    4/1/2007, lup. 5-6

    1/1/1999, lup. 14

Isaaya 49:7

Marginal References

  • +Is 43:14
  • +Is 53:3
  • +Ma 7:9
  • +Is 42:1

Isaaya 49:8

Marginal References

  • +Zb 69:13
  • +Luk 1:69; 22:43; 2Ko 6:2; Beb 5:7
  • +Is 42:6, 7
  • +Is 54:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 23

    1/1/1999, lup. 14

Isaaya 49:9

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “g’obusozi bwonna obutaliiko bimera.”

Marginal References

  • +Zb 102:19, 20
  • +Zb 112:4; Is 9:2; Luk 1:68, 79

Isaaya 49:10

Marginal References

  • +Is 55:1; 65:13
  • +Is 32:2
  • +Ezk 34:23
  • +Zb 23:1, 2; Yer 31:9; Kub 7:16, 17

Isaaya 49:11

Marginal References

  • +Zb 107:6, 7; Is 11:16; 40:3, 4

Isaaya 49:12

Marginal References

  • +Ma 30:4
  • +Is 43:5, 6

Isaaya 49:13

Marginal References

  • +Is 42:10
  • +Is 55:12
  • +Is 12:1; 40:1; 66:13
  • +Is 44:23; 61:3; Yer 31:13

Isaaya 49:14

Marginal References

  • +Is 54:7
  • +Kuk 5:20

Isaaya 49:15

Marginal References

  • +Is 44:21; Yer 31:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 25

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2020, lup. 18

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 250-251

    10/1/2007, lup. 5

    7/1/2003, lup. 27-28

    12/1/1988, lup. 32

Isaaya 49:18

Marginal References

  • +Is 43:5, 6; 60:4

Isaaya 49:19

Marginal References

  • +Is 51:3
  • +Yer 30:18, 19
  • +Yer 51:34
  • +Yer 30:16

Isaaya 49:20

Marginal References

  • +Is 54:1, 2

Isaaya 49:21

Marginal References

  • +Is 43:5; Yer 31:17
  • +Kuk 1:1
  • +Is 62:4

Isaaya 49:22

Footnotes

  • *

    Oba, “ekikondo.”

  • *

    Obut., “kifuba kyabwe.”

Marginal References

  • +Ezr 1:3; Is 11:10, 12; 62:10
  • +Is 60:4; 66:20

Isaaya 49:23

Marginal References

  • +Is 60:10, 16
  • +Is 60:14
  • +Mi 7:16, 17
  • +Is 25:9

Isaaya 49:25

Marginal References

  • +Yer 29:14; 46:27; Kos 6:11; Yow. 3:1
  • +Is 52:2; Yer 29:10; 50:34; Zek 9:11
  • +Is 54:17

Isaaya 49:26

Marginal References

  • +Ezk 39:28
  • +1Ti 1:1
  • +Is 41:14; 48:20
  • +Is 60:16

General

Is. 49:1Is 55:4
Is. 49:1Is 44:2; 46:3
Is. 49:2Is 51:16
Is. 49:3Is 43:10
Is. 49:3Is 44:23
Is. 49:4Is 40:10
Is. 49:5Is 56:8
Is. 49:6Is 42:6; Mat 12:18; Luk 2:30, 32
Is. 49:6Zb 98:2; Is 11:10; 52:10; Bik 13:47
Is. 49:7Is 43:14
Is. 49:7Is 53:3
Is. 49:7Ma 7:9
Is. 49:7Is 42:1
Is. 49:8Zb 69:13
Is. 49:8Luk 1:69; 22:43; 2Ko 6:2; Beb 5:7
Is. 49:8Is 42:6, 7
Is. 49:8Is 54:3
Is. 49:9Zb 102:19, 20
Is. 49:9Zb 112:4; Is 9:2; Luk 1:68, 79
Is. 49:10Is 55:1; 65:13
Is. 49:10Is 32:2
Is. 49:10Ezk 34:23
Is. 49:10Zb 23:1, 2; Yer 31:9; Kub 7:16, 17
Is. 49:11Zb 107:6, 7; Is 11:16; 40:3, 4
Is. 49:12Ma 30:4
Is. 49:12Is 43:5, 6
Is. 49:13Is 42:10
Is. 49:13Is 55:12
Is. 49:13Is 12:1; 40:1; 66:13
Is. 49:13Is 44:23; 61:3; Yer 31:13
Is. 49:14Is 54:7
Is. 49:14Kuk 5:20
Is. 49:15Is 44:21; Yer 31:20
Is. 49:18Is 43:5, 6; 60:4
Is. 49:19Is 51:3
Is. 49:19Yer 30:18, 19
Is. 49:19Yer 51:34
Is. 49:19Yer 30:16
Is. 49:20Is 54:1, 2
Is. 49:21Is 43:5; Yer 31:17
Is. 49:21Kuk 1:1
Is. 49:21Is 62:4
Is. 49:22Ezr 1:3; Is 11:10, 12; 62:10
Is. 49:22Is 60:4; 66:20
Is. 49:23Is 60:10, 16
Is. 49:23Is 60:14
Is. 49:23Mi 7:16, 17
Is. 49:23Is 25:9
Is. 49:25Yer 29:14; 46:27; Kos 6:11; Yow. 3:1
Is. 49:25Is 52:2; Yer 29:10; 50:34; Zek 9:11
Is. 49:25Is 54:17
Is. 49:26Ezk 39:28
Is. 49:261Ti 1:1
Is. 49:26Is 41:14; 48:20
Is. 49:26Is 60:16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 49:1-26

Isaaya

49 Mumpulirize mmwe ebizinga,

Musseeyo omwoyo mmwe amawanga agali ewala.+

Yakuwa yampita nga sinnazaalibwa.*+

Yayogera ku linnya lyange nga nkyali mu lubuto lwa mmange.

 2 Akamwa kange yakafuula ng’ekitala ekyogi;

Yankweka mu kisiikirize ky’omukono gwe.+

Yanfuula ng’akasaale akazigule;

Yankweka mu nsawo ye ey’obusaale.

 3 Yaŋŋamba nti: “Ggwe Isirayiri, oli muweereza wange,+

Gwe ndiyitiramu okwoleka ekitiibwa kyange.”+

 4 Naye nnagamba nti: “Nnateganira bwereere.

Amaanyi gange nnagoonoonera ku kintu ekitaliimu, nnagoonoonera bwereere.

Naye Oyo annamula ye Yakuwa,*

Era Katonda y’ampa empeera yange.”+

 5 Yakuwa eyammumba mu lubuto okuba omuweereza we,

Yaŋŋamba mmukomezeewo Yakobo,

Isirayiri asobole okukuŋŋaanyizibwa gy’ali.+

Ndigulumizibwa mu maaso ga Yakuwa,

Era Katonda wange aliba afuuse maanyi gange.

 6 Era yagamba nti: “Tekimala ggwe okuba omuweereza wange

Okuzzaawo ebika bya Yakobo

N’okukomyawo Abayisirayiri abaawonawo.

Nkuwaddeyo okuba ekitangaala eri amawanga,+

Obulokozi bwange busobole okutuuka ensi gy’ekoma.”+

7 Bw’ati Yakuwa, Omununuzi wa Isirayiri, Omutukuvu we,+ bw’agamba oyo anyoomebwa,+ oyo akyayibwa eggwanga, omuweereza w’abafuzi:

“Bakabaka baliraba ne bayimuka,

N’abaami balivunnama

Olwa Yakuwa omwesigwa,+

Omutukuvu wa Isirayiri eyakulonda.”+

 8 Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Mu kiseera mwe nnalagira ekisa, nnakwanukula+

Ku lunaku olw’obulokozi nnakuyamba;+

Nnakukuuma okukuwaayo ng’endagaano eri abantu,+

Okuzzaawo ensi,

Okubasobozesa okuddamu okubeera mu busika bwabwe obwali bwasigala amatongo,+

 9 Okugamba abasibe nti, ‘Mufulume!’+

N’abo abali mu kizikiza nti,+ ‘Mweyoleke!’

Baliriira ku nguudo;

Ku mabbali g’amakubo gonna* kulibaako amalundiro gaabwe.

10 Tebalirumwa njala wadde ennyonta,+

Tebaliwulira bbugumu lya maanyi, era omusana tegulibookya.+

Kubanga Oyo abasaasira alibakulembera,+

Alibatwala awali ensulo z’amazzi.+

11 Ensozi zange zonna ndizifuula luguudo,

Era enguudo zange ennene zirigulumira.+

12 Laba! Bano bava wala nnyo,+

Era laba! bano bava bukiikakkono ne mu bugwanjuba,

Na bano bava mu nsi y’e Sinimu.”+

13 Leekaana olw’essanyu, ggwe eggulu; sanyuka, ggwe ensi.+

Ensozi ka zijaganye era zoogerere waggulu n’essanyu.+

Kubanga Yakuwa agumizza abantu be,+

Era asaasira abantu be ababonaabona.+

14 Naye Sayuuni yagamba nti:

“Yakuwa anjabulidde,+ era Yakuwa anneerabidde.”+

15 Omukazi ayinza okwerabira omwana we gw’ayonsa

Oba ayinza obutakwatirwa kisa omwana gw’azaala?

Abakazi bano ne bwe beerabira, nze sirikwerabira.+

16 Laba! Nkwoze mu bibatu byange.

Ebisenge byo biri mu maaso gange bulijjo.

17 Abaana bo banguwa okuddayo.

Abo abaakuzikiriza ne bakufuula matongo balikuleka.

18 Yimusa amaaso go otunule ku njuyi zonna.

Bonna bakuŋŋaana wamu.+

Bajja gy’oli.

Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Mazima ddala nga bwe ndi omulamu,

Olibambala bonna ng’amajolobero,

Era olibeesiba ng’omugole bw’akola.

19 Wadde ng’ebifo byo byayonoonebwa ne bizika, n’ensi yo n’efuuka matongo,+

Erifuuka nfunda nnyo eri abo abaligibeeramu,+

Era abo abaakumira+ baliba wala nnyo.+

20 Abaana abalizaalibwa ng’omaze okufiirwa abaana bo balyogera ng’owulira nti,

‘Ekifo kino mwe tuli kifunze nnyo.

Tufunire aw’okubeera.’+

21 Era olyogera mu mutima gwo nti,

‘Ani kitaawe w’abaana bano abampeebwa,

Okuva bwe kiri nti nze nnafiirwa abaana era ndi mugumba,

Era nga nnatwalibwa mu buwaŋŋanguse era ne nsibibwa mu kkomera?

Bano ani yabakuza?+

Laba! Nnasigala bw’omu,+

Kati olwo bano bavudde wa?’”+

22 Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba:

“Laba! Ndigololera amawanga omukono gwange,

Era ndiwanikira amawanga akabonero.*+

Balireeta batabani bo nga babasitudde mu mikono gyabwe*

Era bawala bo balibasitulira ku bibegaabega byabwe.+

23 Bakabaka balikulabirira,+

N’abambejja baabwe balikulera.

Balikuvunnamira obwenyi bwabwe ne butuukira ddala ku ttaka+

Ne bakomba enfuufu y’oku bigere byo;+

Olwo olimanya nti nze Yakuwa.

Abo abateeka essuubi lyabwe mu nze tebaliswala.”+

24 Abo abaawambibwa basobola okuggibwa mu mukono gw’omusajja ow’amaanyi?

Oba abo abaawambibwa omuntu omukambwe basobola okununulibwa?

25 Naye bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Abo abaawambibwa omusajja ow’amaanyi baliteebwa,+

N’abo abaawambibwa omuntu omukambwe balinunulibwa.+

Ndirwanyisa abo abakulwanyisa,+

Era ndirokola abaana bo.

26 Abo abakubonyaabonya ndibaliisa ennyama yaabwe,

Era balitamiira omusaayi gwabwe ng’omuntu bw’atamiira omwenge oguwoomerera.

Era abantu bonna balimanya nti nze Yakuwa,+

Omulokozi wo+ era Omununuzi wo,+

Katonda ow’Amaanyi owa Yakobo.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share