LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 34
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ensalo za Kanani (1-15)

      • Abasajja abaweebwa ogw’okugabanyaamu ensi (16-29)

Okubala 34:2

Marginal References

  • +Lub 15:18; 17:8
  • +Lub 10:19; Ma 4:38; Yos 1:4; 14:1; Yer 3:19; Bik 17:26

Okubala 34:3

Footnotes

  • *

    Ennyanja Enfu.

Marginal References

  • +Yos 15:1, 2

Okubala 34:4

Marginal References

  • +Bal 1:36
  • +Kbl 13:26; 32:8
  • +Yos 15:1, 3

Okubala 34:5

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Ennyanja Ennene, Ennyanja Meditereniyani.

Marginal References

  • +Kuv 23:31; Yos 15:1, 4

Okubala 34:6

Footnotes

  • *

    Ennyanja Meditereniyani.

Marginal References

  • +Yos 1:4; 15:12

Okubala 34:8

Footnotes

  • *

    Oba, “awayingirirwa e Kamasi.”

Marginal References

  • +Kbl 13:21; 2Sk 14:25
  • +Ezk 47:15

Okubala 34:9

Marginal References

  • +Ezk 47:17

Okubala 34:11

Footnotes

  • *

    Ennyanja ey’e Genesaleeti, oba, ennyanja ey’e Ggaliraaya.

Marginal References

  • +Ma 3:16, 17; Yos 11:1, 2; Luk 5:1; Yok 6:1

Okubala 34:12

Marginal References

  • +Yos 15:1, 2
  • +Ma 8:7-9

Okubala 34:13

Marginal References

  • +Kbl 26:55; 33:54; Yos 14:2; 18:6; Nge 16:33

Okubala 34:14

Marginal References

  • +Kbl 32:33; Ma 3:12, 13; Yos 13:8

Okubala 34:15

Marginal References

  • +Kbl 32:5, 32

Okubala 34:17

Marginal References

  • +Kbl 3:32; 20:26; Yos 14:1
  • +Kbl 14:38; 27:18; Yos 19:51

Okubala 34:18

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 16

Okubala 34:19

Marginal References

  • +Yos 15:1
  • +Kbl 14:30; 26:65

Okubala 34:20

Marginal References

  • +Yos 19:1

Okubala 34:21

Marginal References

  • +Yos 18:11

Okubala 34:22

Marginal References

  • +Yos 19:40

Okubala 34:23

Marginal References

  • +Lub 46:20; 48:5; Yos 16:1
  • +Yos 17:1

Okubala 34:24

Marginal References

  • +Yos 16:5

Okubala 34:25

Marginal References

  • +Yos 19:10

Okubala 34:26

Marginal References

  • +Yos 19:17

Okubala 34:27

Marginal References

  • +Yos 19:24

Okubala 34:28

Marginal References

  • +Yos 19:32

Okubala 34:29

Marginal References

  • +Kbl 34:18; Ma 32:8; Yos 19:51; Bik 17:26

General

Kubal. 34:2Lub 15:18; 17:8
Kubal. 34:2Lub 10:19; Ma 4:38; Yos 1:4; 14:1; Yer 3:19; Bik 17:26
Kubal. 34:3Yos 15:1, 2
Kubal. 34:4Bal 1:36
Kubal. 34:4Kbl 13:26; 32:8
Kubal. 34:4Yos 15:1, 3
Kubal. 34:5Kuv 23:31; Yos 15:1, 4
Kubal. 34:6Yos 1:4; 15:12
Kubal. 34:8Kbl 13:21; 2Sk 14:25
Kubal. 34:8Ezk 47:15
Kubal. 34:9Ezk 47:17
Kubal. 34:11Ma 3:16, 17; Yos 11:1, 2; Luk 5:1; Yok 6:1
Kubal. 34:12Yos 15:1, 2
Kubal. 34:12Ma 8:7-9
Kubal. 34:13Kbl 26:55; 33:54; Yos 14:2; 18:6; Nge 16:33
Kubal. 34:14Kbl 32:33; Ma 3:12, 13; Yos 13:8
Kubal. 34:15Kbl 32:5, 32
Kubal. 34:17Kbl 3:32; 20:26; Yos 14:1
Kubal. 34:17Kbl 14:38; 27:18; Yos 19:51
Kubal. 34:18Kbl 1:4, 16
Kubal. 34:19Yos 15:1
Kubal. 34:19Kbl 14:30; 26:65
Kubal. 34:20Yos 19:1
Kubal. 34:21Yos 18:11
Kubal. 34:22Yos 19:40
Kubal. 34:23Lub 46:20; 48:5; Yos 16:1
Kubal. 34:23Yos 17:1
Kubal. 34:24Yos 16:5
Kubal. 34:25Yos 19:10
Kubal. 34:26Yos 19:17
Kubal. 34:27Yos 19:24
Kubal. 34:28Yos 19:32
Kubal. 34:29Kbl 34:18; Ma 32:8; Yos 19:51; Bik 17:26
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 34:1-29

Okubala

34 Yakuwa era n’ayogera ne Musa n’amugamba nti: 2 “Lagira Abayisirayiri nti: ‘Bwe munaatuuka mu nsi ya Kanani,+ eyo ye nsi gye mugenda okufuna ng’obusika, ensi ya Kanani ng’ensalo zaayo bwe ziri.+

3 “‘Ensalo yammwe ey’ebukiikaddyo ejja kuva ku ddungu lya Zini okuliraana Edomu, ate ku luuyi olw’ebuvanjuba ensalo yammwe ey’ebukiikaddyo ejja kuva Ennyanja ey’Omunnyo* gy’ekoma.+ 4 Ensalo yammwe ejja kuweta eyite ebukiikaddyo w’ekkubo eryambuka Akulabbimu,+ yeeyongereyo okutuuka e Zini n’okutuukira ddala ebukiikaddyo wa Kadesi-baneya.+ Okuva awo ejja kugenda etuuke e Kazalu-addali+ yeeyongereyo e Azumoni. 5 Ejja kuwetera Azumoni eyite ku Kiwonvu* ky’e Misiri, era ejja kukoma ku Nnyanja.*+

6 “‘Ensalo yammwe ey’ebugwanjuba ejja kuba Ennyanja Ennene* n’olubalama lwayo. Eyo y’ejja okuba ensalo yammwe ey’ebugwanjuba.+

7 “‘Eno y’ejja okuba ensalo yammwe ey’ebukiikakkono: Mujja kulamba ensalo yammwe okuva ku Nnyanja Ennene okutuuka ku Lusozi Kooli. 8 Okuva ku Lusozi Kooli mujja kulamba ensalo okutuuka e Lebo-kamasi,*+ era egendere ddala okutuuka e Zedadi.+ 9 Ensalo ejja kweyongerayo e Zifuloni era ejja kukoma Kazalu-enaani.+ Eyo y’ejja okuba ensalo yammwe ey’ebukiikakkono.

10 “‘Era mujja kulamba ensalo yammwe ku luuyi olw’ebuvanjuba okuva e Kazalu-enaani okutuuka e Sefamu. 11 Okuva e Sefamu ensalo ejja kweyongerayo etuuke e Libula ebuvanjuba wa Ayini, era ejja kuserengeta eyite mu busozi obuli ebuvanjuba w’Ennyanja Kinneresi.*+ 12 Ensalo ejja kweyongerayo etuuke ku Yoludaani, era ejja kukoma ku Nnyanja ey’Omunnyo.+ Eyo y’ejja okuba ensi yammwe+ era ezo ze zijja okuba ensalo zaayo ku njuyi zonna.’”

13 Awo Musa n’alagira Abayisirayiri ng’agamba nti: “Eyo ye nsi gye mujja okugabana nga mukuba akalulu+ nga Yakuwa bw’alagidde, eweebwe ebika omwenda n’ekitundu. 14 Kubanga ekika ky’Abalewubeeni okusinziira ku nnyumba ya bakitaabwe, n’ekika ky’Abagaadi okusinziira ku nnyumba ya bakitaabwe, n’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase bimaze okufuna obusika bwabyo.+ 15 Ebika ebibiri n’ekitundu bimaze okufuna obusika bwabyo mu kitundu ekiri ebuvanjuba wa Yoludaani ekiriraanye Yeriko.”+

16 Yakuwa era n’ayogera ne Musa n’amugamba nti: 17 “Gano ge mannya g’abasajja abanaabagabanyizaamu ensi ebeere yammwe: Eriyazaali+ kabona ne Yoswa+ mutabani wa Nuuni. 18 Mujja kuggya omwami omu omu mu buli kika bayambe mu kugabanyaamu ensi okuba obusika bwammwe.+ 19 Gano ge mannya g’abasajja: okuva mu kika kya Yuda,+ Kalebu+ mutabani wa Yefune; 20 okuva mu kika ky’abaana ba Simiyoni,+ Semweri mutabani wa Ammikudi; 21 okuva mu kika kya Benyamini,+ Eridaadi mutabani wa Kisuloni; 22 okuva mu kika ky’abaana ba Ddaani,+ omwami Bukki mutabani wa Yoguli; 23 okuva mu baana ba Yusufu,+ ab’ekika ky’abaana ba Manase,+ omwami Kaniyeri mutabani wa Efodi; 24 okuva mu kika ky’abaana ba Efulayimu,+ omwami Kemweri mutabani wa Sifutani; 25 okuva mu kika ky’abaana ba Zebbulooni,+ omwami Erizafani mutabani wa Palunaki; 26 okuva mu kika ky’abaana ba Isakaali,+ omwami Palutiyeri mutabani wa Azani; 27 okuva mu kika ky’abaana ba Aseri,+ omwami Akikudi mutabani wa Seromi; 28 okuva mu kika ky’abaana ba Nafutaali,+ omwami Pedakeri mutabani wa Ammikudi.” 29 Abo Yakuwa be yalagira okugabanyizaamu Abayisirayiri ensi ya Kanani.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share