LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa agaana okukola Zeddeekiya ky’asaba (1-7)

      • Abantu ba kulondawo obulamu oba okufa (8-14)

Yeremiya 21:1

Marginal References

  • +2Sk 24:18; 1By 3:15; 2By 36:9, 10
  • +Yer 38:1
  • +Yer 29:25; 37:3; 52:24, 27

Yeremiya 21:2

Footnotes

  • *

    Obut., “Nebukadduleeza,” engeri endala erinnya eryo gye liwandiikibwamu.

Marginal References

  • +2Sk 25:1; Yer 32:28; 39:1
  • +1Sa 7:10; 2By 14:11; Is 37:36, 37

Yeremiya 21:4

Marginal References

  • +Yer 32:5

Yeremiya 21:5

Marginal References

  • +Is 63:10; Kuk 2:5
  • +Is 5:25

Yeremiya 21:6

Marginal References

  • +Ma 28:21, 22; Ezk 7:15

Yeremiya 21:7

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Yer 21:2.

Marginal References

  • +2Sk 25:6, 7; Yer 37:17; 39:5-7; 52:9-11; Ezk 17:20
  • +Ma 28:49, 50; 2By 36:17

Yeremiya 21:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 11

Yeremiya 21:9

Marginal References

  • +Yer 27:12, 13; 38:2, 17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2002, lup. 24-26

Yeremiya 21:10

Marginal References

  • +Yer 44:11
  • +Yer 38:3
  • +2By 36:17, 19; Yer 17:27; 34:2; 37:10; 39:8

Yeremiya 21:12

Marginal References

  • +Is 1:17; Yer 22:3; Ezk 22:29; Mi 2:2
  • +Ma 32:22; Is 1:31; Yer 7:20
  • +Yer 7:5-7

Yeremiya 21:14

Marginal References

  • +Yer 5:9; 9:9
  • +2By 36:17, 19; Yer 52:12, 13

General

Yer. 21:12Sk 24:18; 1By 3:15; 2By 36:9, 10
Yer. 21:1Yer 38:1
Yer. 21:1Yer 29:25; 37:3; 52:24, 27
Yer. 21:22Sk 25:1; Yer 32:28; 39:1
Yer. 21:21Sa 7:10; 2By 14:11; Is 37:36, 37
Yer. 21:4Yer 32:5
Yer. 21:5Is 63:10; Kuk 2:5
Yer. 21:5Is 5:25
Yer. 21:6Ma 28:21, 22; Ezk 7:15
Yer. 21:72Sk 25:6, 7; Yer 37:17; 39:5-7; 52:9-11; Ezk 17:20
Yer. 21:7Ma 28:49, 50; 2By 36:17
Yer. 21:9Yer 27:12, 13; 38:2, 17
Yer. 21:10Yer 44:11
Yer. 21:10Yer 38:3
Yer. 21:102By 36:17, 19; Yer 17:27; 34:2; 37:10; 39:8
Yer. 21:12Is 1:17; Yer 22:3; Ezk 22:29; Mi 2:2
Yer. 21:12Ma 32:22; Is 1:31; Yer 7:20
Yer. 21:12Yer 7:5-7
Yer. 21:14Yer 5:9; 9:9
Yer. 21:142By 36:17, 19; Yer 52:12, 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yeremiya 21:1-14

Yeremiya

21 Ekigambo okuva eri Yakuwa kyajjira Yeremiya, Kabaka Zeddeekiya+ bwe yamutumira Pasukuli+ mutabani wa Malukiya ne Zeffaniya+ kabona mutabani wa Maaseya, ng’amugamba nti: 2 “Nkwegayiridde, weebuuze ku Yakuwa ku lwaffe, kubanga Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni atulwanyisa.+ Oboolyawo Yakuwa anaatukolera ekimu ku bikolwa bye eby’ekitalo, Nebukadduneeza n’atuvaako.”+

3 Yeremiya n’abagamba nti: “Zeddeekiya mumugambe nti, 4 ‘Bw’ati Yakuwa Katonda wa Isirayiri bw’agamba: “Eby’okulwanyisa ebiri mu mukono gwo by’okozesa okulwanyisa kabaka wa Babulooni+ n’Abakaludaaya abakuzingizza ebweru wa bbugwe ŋŋenda kubikwolekeza. Nja kubikuŋŋaanyiza wakati mu kibuga kino. 5 Nze kennyini nja kukulwanyisa+ n’omukono ogw’amaanyi era ogugoloddwa nga ndiko obusungu bungi n’ekiruyi.+ 6 Nja kutta abantu ababeera mu kibuga kino, abantu n’ebisolo. Bajja kufa endwadde ey’amaanyi.”’+

7 “‘“Oluvannyuma lw’ekyo,” Yakuwa bw’agamba, “Kabaka Zeddeekiya owa Yuda n’abaweereza be n’abantu b’omu kibuga kino, abataafe ndwadde, ekitala, n’enjala, nja kubawaayo mu mukono gwa Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni, ne mu mukono gw’abalabe baabwe, ne mu mukono gw’abo abaagala okubatta.+ Ajja kubatta n’ekitala. Tajja kubakwatirwa kisa wadde okubasaasira wadde okubalumirirwa.”’+

8 “Ate era abantu bano bagambe nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Laba, nteeka mu maaso gammwe ekkubo ery’obulamu n’ekkubo ery’okufa. 9 Abo abanaasigala mu kibuga kino bajja kufa ekitala, enjala, n’endwadde. Naye buli anaafuluma ne yeewaayo eri Abakaludaaya ababazingizza ajja kusigala nga mulamu, era obulamu bwe bwe bujja okuba omunyago gwe.”’+

10 “‘“Ekibuga kino nkyesambye, era kijja kutuukibwako bibi so si birungi,”+ Yakuwa bw’agamba. “Kijja kuweebwayo mu mukono gwa kabaka wa Babulooni,+ era ajja kukyokya omuliro.”+

11 “‘Eri ab’omu nnyumba ya kabaka wa Yuda: Muwulire ekigambo kya Yakuwa. 12 Mmwe ab’ennyumba ya Dawudi, bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Mukolenga eby’obwenkanya buli ku makya,

Era mununule anyagiddwa mu mukono gw’omunyazi,+

Obusungu bwange buleme okubuubuuka ng’omuliro+

Ne bwaka nga tewali abuzikiza

Olw’ebikolwa byammwe ebibi.”’+

13 ‘Nja kukulwanyisa ggwe abeera mu kiwonvu,

Mmwe abantu ababeera mu kibuga ekiri ku lwazi mu nsi ey’omuseetwe,’ Yakuwa bw’agamba.

‘Mmwe abagamba nti: “Ani anajja okututabaala, era ani anaalumba ebifo gye tubeera?”

Mukimanye nti,

14 Nja kubabonereza

Ng’ebikolwa byammwe bwe biri,’+ Yakuwa bw’agamba.

‘Era nja kukoleeza omuliro ku kibira kye,

Gwokye ebintu byonna ebimwetoolodde.’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share