LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwenenya kuvaamu emikisa (1-4)

      • Akabi kajja kuva ebukiikakkono (5-18)

      • Obulumi Yeremiya bw’awulira olw’akabi akajja (19-31)

Yeremiya 4:1

Marginal References

  • +Yer 3:22; Yow. 2:12, 13

Yeremiya 4:2

Footnotes

  • *

    Wano boogera ku Yakuwa.

Marginal References

  • +Is 65:16

Yeremiya 4:3

Marginal References

  • +Kos 10:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 9

Yeremiya 4:4

Marginal References

  • +Yer 9:25, 26
  • +Kuk 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 9-10

    4/1/2007, lup. 9

Yeremiya 4:5

Marginal References

  • +Yer 6:1
  • +Yer 35:11

Yeremiya 4:6

Footnotes

  • *

    Oba, “ekikondo.”

Marginal References

  • +Yer 1:14; 21:7; 25:9

Yeremiya 4:7

Marginal References

  • +2Sk 24:1; 25:1; Yer 5:6; 50:17
  • +Ezk 26:7
  • +Is 5:9; 6:11; Yer 2:15; 9:11

Yeremiya 4:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Mukube ebifuba byammwe.”

Marginal References

  • +Yer 6:26

Yeremiya 4:9

Footnotes

  • *

    Obut., “omutima.”

Marginal References

  • +2Sk 25:5
  • +Is 29:9, 10

Yeremiya 4:10

Marginal References

  • +Ezk 14:9
  • +Yer 6:13, 14; 14:13; 23:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 9

Yeremiya 4:13

Marginal References

  • +Is 5:26, 28
  • +Ma 28:49, 50; Kuk 4:19; Kab 1:8

Yeremiya 4:14

Marginal References

  • +Is 1:16; Ezk 18:31

Yeremiya 4:15

Marginal References

  • +Yer 8:16

Yeremiya 4:16

Footnotes

  • *

    Oba, “Abatunuulizi; Abakuumi.”

Yeremiya 4:17

Marginal References

  • +2Sk 25:1, 2
  • +Is 63:10; Ezk 2:3

Yeremiya 4:18

Marginal References

  • +Zb 107:17

Yeremiya 4:19

Footnotes

  • *

    Obut., “Ebyenda byange.”

  • *

    Obut., “mu bisenge by’omutima gwange.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “oluyoogaano lw’olutalo.”

Marginal References

  • +Zef 1:15, 16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1995, lup. 7

Yeremiya 4:20

Marginal References

  • +Yer 10:20

Yeremiya 4:21

Footnotes

  • *

    Oba, “ekikondo.”

Marginal References

  • +Yer 6:1

Yeremiya 4:22

Footnotes

  • *

    Oba, “Ba magezi.”

Marginal References

  • +Ma 32:6; Yer 5:21

Yeremiya 4:23

Marginal References

  • +Yer 9:10
  • +Is 5:30; Yow. 2:31

Yeremiya 4:24

Marginal References

  • +Is 5:25

Yeremiya 4:25

Marginal References

  • +Zef 1:3

Yeremiya 4:26

Marginal References

  • +Ma 29:22, 23

Yeremiya 4:27

Marginal References

  • +Lev 26:32; 2By 36:20, 21; Is 6:11; Yer 10:22; Ezk 33:28

Yeremiya 4:28

Footnotes

  • *

    Oba, “Siryejjusa.”

Marginal References

  • +Is 24:4; Yow. 1:10
  • +Is 5:30; Yow. 2:30, 31
  • +2Sk 23:26; Ezk 24:14

Yeremiya 4:29

Marginal References

  • +2Sk 25:4
  • +Is 2:19

Yeremiya 4:30

Marginal References

  • +Ezk 23:22, 26
  • +Kuk 1:2

Yeremiya 4:31

Marginal References

  • +Kuk 1:17

General

Yer. 4:1Yer 3:22; Yow. 2:12, 13
Yer. 4:2Is 65:16
Yer. 4:3Kos 10:12
Yer. 4:4Yer 9:25, 26
Yer. 4:4Kuk 4:11
Yer. 4:5Yer 6:1
Yer. 4:5Yer 35:11
Yer. 4:6Yer 1:14; 21:7; 25:9
Yer. 4:72Sk 24:1; 25:1; Yer 5:6; 50:17
Yer. 4:7Ezk 26:7
Yer. 4:7Is 5:9; 6:11; Yer 2:15; 9:11
Yer. 4:8Yer 6:26
Yer. 4:92Sk 25:5
Yer. 4:9Is 29:9, 10
Yer. 4:10Ezk 14:9
Yer. 4:10Yer 6:13, 14; 14:13; 23:16, 17
Yer. 4:13Is 5:26, 28
Yer. 4:13Ma 28:49, 50; Kuk 4:19; Kab 1:8
Yer. 4:14Is 1:16; Ezk 18:31
Yer. 4:15Yer 8:16
Yer. 4:172Sk 25:1, 2
Yer. 4:17Is 63:10; Ezk 2:3
Yer. 4:18Zb 107:17
Yer. 4:19Zef 1:15, 16
Yer. 4:20Yer 10:20
Yer. 4:21Yer 6:1
Yer. 4:22Ma 32:6; Yer 5:21
Yer. 4:23Yer 9:10
Yer. 4:23Is 5:30; Yow. 2:31
Yer. 4:24Is 5:25
Yer. 4:25Zef 1:3
Yer. 4:26Ma 29:22, 23
Yer. 4:27Lev 26:32; 2By 36:20, 21; Is 6:11; Yer 10:22; Ezk 33:28
Yer. 4:28Is 24:4; Yow. 1:10
Yer. 4:28Is 5:30; Yow. 2:30, 31
Yer. 4:282Sk 23:26; Ezk 24:14
Yer. 4:292Sk 25:4
Yer. 4:29Is 2:19
Yer. 4:30Ezk 23:22, 26
Yer. 4:30Kuk 1:2
Yer. 4:31Kuk 1:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yeremiya 4:1-31

Yeremiya

4 “Ggwe Isirayiri, bw’onookomawo gye ndi,” Yakuwa bw’agamba,

“Bw’onookomawo gye ndi

Era bw’onoggya mu maaso gange ebifaananyi byo ebyenyinyaza,

Tojja kuba mmomboze.+

 2 Bw’onoolayira nti,

‘Nga Yakuwa bw’ali omulamu!’ mu mazima, n’obwenkanya, era n’obutuukirivu,

Olwo nja* kuwa amawanga omukisa,

Era mu nze mwe ganeenyumiririzanga.”+

3 Kubanga bw’ati Yakuwa bw’agamba Yerusaalemi n’abantu b’omu Yuda:

“Mulime ettaka eritali ddime,

Era temusiga nsigo zammwe mu maggwa.+

 4 Mwekomole mu ngeri esanyusa Yakuwa,

Mukomole emitima gyammwe,+

Mmwe abantu b’omu Yuda n’ab’omu Yerusaalemi,

Obusungu bwange buleme kubuubuuka ng’omuliro

Ne bwaka nga tewali abuzikiza,

Olw’ebikolwa byammwe ebibi.”+

 5 Mukirangirire mu Yuda, era mukibuulire mu Yerusaalemi.

Muleekaanire waggulu era mufuuwe eŋŋombe mu ggwanga lyonna.+

Mukoowoolere waggulu nti: “Mukuŋŋaane,

Tuddukire mu bibuga ebiriko bbugwe.+

 6 Muwanike akabonero* akalaga ekkubo erigenda mu Sayuuni.

Munoonye aw’okwewogoma, era temuyimirira buyimirizi,”

Kubanga ndeeta akabi okuva ebukiikakkono,+ akatyabaga ak’amaanyi.

 7 Omulabe avuddeyo ng’empologoma bw’eva mu kisaka kyayo;+

Omuzikiriza w’amawanga asimbudde.+

Avudde ewuwe afuule ensi yo ekifo eky’entiisa.

Ebibuga byo bijja kufuuka matongo, bireme kusigalamu muntu.+

 8 Kale mwambale ebibukutu,+

Mukungubage* era mukube ebiwoobe,

Kubanga obusungu bwa Yakuwa tebutuvuddeeko.

 9 “Ku lunaku olwo,” Yakuwa bw’agamba, “kabaka n’abaami,

Baliggwaamu amaanyi;*+

Bakabona balifuna entiisa, ne bannabbi balyewuunya.”+

10 Awo ne ŋŋamba nti: “Ai Yakuwa, Mukama Afuga Byonna! Mazima olimbidde ddala Yerusaalemi n’abantu bano,+ ng’obagamba nti, ‘Mujja kuba n’emirembe,’+ so ng’ate ekitala kibali mu bulago.”

11 Mu kiseera ekyo baligamba Yerusaalemi n’eggwanga lino nti:

“Embuyaga eyokya eva ku busozi obw’omu ddungu obutaliiko bimera

Eryolekera omuwala w’abantu bange;

Terijja kuwewa wadde okulongoosa.

12 Embuyaga ey’amaanyi eva mu bifo ebyo nga ngiragidde.

Kaakano ŋŋenda kulangirira emisango gye mbasalidde.

13 Laba! Omulabe alijja ng’ebire by’enkuba,

Amagaali ge galinga embuyaga.+

Embalaasi ze zidduka embiro okusinga empungu.+

Zitusanze, kubanga tuzikiriziddwa!

14 Ggwe Yerusaalemi, naaza omutima gwo guggweemu ebintu ebibi, osobole okulokolebwa.+

Onootuusa wa okubaamu ebirowoozo ebibi?

15 Eddoboozi lirangirira amawulire nga liyima mu Ddaani,+

Era lirangirira akabi nga liyima mu nsozi za Efulayimu.

16 Mukitegeeze amawanga;

Mukirangirire eri Yerusaalemi.”

“Abakessi* bajja nga bava mu nsi ey’ewala,

Era bajja kulaya enduulu z’olutalo eri ebibuga bya Yuda.

17 Balumba ekibuga Yerusaalemi ku njuyi zonna ng’abakuumi abakuuma ku ttale,+

Olw’okuba kinjeemedde,”+ Yakuwa bw’agamba.

18 “Ojja kusasulwa olw’amakubo go n’ebikolwa byo.

Akabi kajja kukutuukako,+ era kajja kuba ka maanyi;

Kubanga obujeemu bwo busensedde omutima gwo!”

19 Nga ndi munakuwavu nnyo,* nga ndi munakuwavu nnyo!

Mpulira obulumi obw’amaanyi mu mutima gwange.*

Omutima gunkuba.

Sisobola kusirika,

Kubanga mpulidde eŋŋombe evuga,

Mpulidde enduulu z’olutalo.*+

20 Emitawaana egy’omuddiriŋŋanwa gyogeddwako,

Kubanga ensi yonna ezikiriziddwa.

Weema zange zizikiriziddwa mbagirawo,

Mu kaseera katono emitanda gya weema zange gizikiriziddwa.+

21 Nnaatuusa wa okulaba akabonero,*

Nnaatuusa wa okuwulira eŋŋombe ng’evuga?+

22 “Kubanga abantu bange tebalina magezi;+

Tebanzisaako mwoyo.

Baana basirusiru, tebalina kutegeera.

Bagezi* bwe kituuka ku kukola ebibi,

Naye tebamanyi kukola birungi.”

23 Nnatunuulira ensi, era laba! yali njereere era nga matongo.+

Nnatunuulira eggulu, era laba! ekitangaala kyalyo kyali tekikyaliwo.+

24 Nnatunuulira ensozi, era laba! zaali zikankana,

N’obusozi bwali buyuuguuma.+

25 Nnatunula, era laba, tewaali muntu n’omu,

N’ebinyonyi byonna eby’omu bbanga byali bibuuse nga bigenze.+

26 Nnatunula, era laba! ensi engimu yali efuuse ddungu,

Era ebibuga byamu byali bizikiriziddwa.+

Ekyo Yakuwa yakikola,

Olw’okuba yali asunguwadde nnyo.

27 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Ensi yonna ejja kufuuka matongo,+

Naye sijja kuzikiririza ddala.

28 Olw’ensonga eyo ensi kyeriva ekungubaga,+

N’eggulu ne likwata ekizikiza.+

Olw’okuba njogedde, nsazeewo,

Sirikyusa birowoozo,* era sirikivaako.+

29 Oluwulira omusinde gw’abeebagazi b’embalaasi n’abalasi b’obusaale,

Abantu b’omu kibuga bonna nga badduka.+

Nga beefubitika mu bisaka,

Nga balinnya enjazi.+

Ebibuga byonna birekeddwa awo,

Tewali abibeeramu.”

30 Kaakano nga bw’oyonooneddwa, onookola ki?

Wayambalanga engoye emmyufu,

Ne weetonaatona amajolobero aga zzaabu,

Wasiiganga ku maaso go langi enzirugavu okugalungiya.

Naye weelungiyizanga bwereere,+

Kubanga abaali bakwegomba bakwesambye;

Kati baagala kukutta.+

31 Mpulidde okusinda kw’omukazi ali mu bulumi,

Mpulidde okukaaba okulinga okw’omukazi azaala omwana we asooka,

Mpulidde omuwala wa Sayuuni ng’aweekeera.

Ayanjala engalo ze nga bw’agamba nti:+

“Zinsanze nze, kubanga nkooye nnyo olw’abassi!”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share