LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebibala by’ettiini ebirungi n’ebibi (1-10)

Yeremiya 24:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Obubaka obuzito.”

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Yer 21:2.

  • *

    Era ayitibwa Yekoyakini oba Koniya.

Marginal References

  • +Yer 22:24
  • +2Sk 24:6; 1By 3:16
  • +2Sk 24:15, 16; Yer 29:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 7-8

Yeremiya 24:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 7-8

Yeremiya 24:3

Marginal References

  • +Yer 24:8

Yeremiya 24:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 8-10

Yeremiya 24:6

Marginal References

  • +Ezr 1:3; Yer 12:15; 25:11; 29:10; Ezk 36:24
  • +Yer 1:10; 30:18; 32:41

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 8-10

Yeremiya 24:7

Marginal References

  • +Ma 30:6; Yer 31:33; Ezk 11:19
  • +Yer 30:22; 32:38; Zek 8:8
  • +Yer 29:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 8-9

    11/1/1994, lup. 8-10

Yeremiya 24:8

Marginal References

  • +Yer 29:17
  • +2Sk 25:6, 7; Ezk 12:12, 13
  • +Yer 44:1; 46:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 9-10

Yeremiya 24:9

Marginal References

  • +Yer 15:4; 34:17
  • +Yer 26:4, 6; 29:22
  • +Ma 28:64; Yer 29:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 9

Yeremiya 24:10

Marginal References

  • +Lev 26:33; Yer 9:16
  • +Ma 28:59; Yer 15:2; Ezk 7:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1994, lup. 9

General

Yer. 24:1Yer 22:24
Yer. 24:12Sk 24:6; 1By 3:16
Yer. 24:12Sk 24:15, 16; Yer 29:1, 2
Yer. 24:3Yer 24:8
Yer. 24:6Ezr 1:3; Yer 12:15; 25:11; 29:10; Ezk 36:24
Yer. 24:6Yer 1:10; 30:18; 32:41
Yer. 24:7Ma 30:6; Yer 31:33; Ezk 11:19
Yer. 24:7Yer 30:22; 32:38; Zek 8:8
Yer. 24:7Yer 29:13
Yer. 24:8Yer 29:17
Yer. 24:82Sk 25:6, 7; Ezk 12:12, 13
Yer. 24:8Yer 44:1; 46:13
Yer. 24:9Yer 15:4; 34:17
Yer. 24:9Yer 26:4, 6; 29:22
Yer. 24:9Ma 28:64; Yer 29:18
Yer. 24:10Lev 26:33; Yer 9:16
Yer. 24:10Ma 28:59; Yer 15:2; Ezk 7:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yeremiya 24:1-10

Yeremiya

24 Awo Yakuwa n’andaga ebisero bibiri ebyalimu ettiini nga biteereddwa mu maaso ga yeekaalu ya Yakuwa. Ekyo kyaliwo nga Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni amaze okuggya mu Yerusaalemi Yekoniya*+ kabaka wa Yuda, mutabani wa Yekoyakimu,+ n’amutwala mu buwaŋŋanguse e Babulooni awamu n’abaami ba Yuda, n’abakugu mu kukola eby’emikono, era n’abaweesi.*+ 2 Ekisero ekimu kyalimu ebibala by’ettiini ebirungi ennyo, nga biringa ebibala by’ettiini ebisooka okwengera, naye ekisero eky’okubiri kyalimu ebibala by’ettiini ebibi ennyo, nga tebiriika olw’obubi bwabyo.

3 Yakuwa n’ambuuza nti: “Kiki ky’olaba Yeremiya?” Ne mmuddamu nti: “Ndaba ebibala by’ettiini; ebibala by’ettiini ebirungi, birungi nnyo, naye ebibala by’ettiini ebibi, bibi nnyo era tebiriika.”+

4 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti: 5 “Bw’ati Yakuwa Katonda wa Isirayiri bw’agamba, ‘Okufaananako ebibala by’ettiini ebyo ebirungi, abantu ba Yuda abaawaŋŋangusibwa, be nnagoba mu kifo kino ne bagenda mu nsi y’Abakaludaaya, nja kubakolera ebirungi. 6 Nja kubassaako eriiso lyange ku lw’obulungi bwabwe, era nja kubakomyawo mu nsi eno.+ Nja kubazimba era sijja kubamenya; nja kubasimba era sijja kubasimbula.+ 7 Nja kubawa omutima okumanya nti nze Yakuwa.+ Bajja kuba bantu bange, era nange nja kuba Katonda waabwe,+ kubanga bajja kudda gye ndi n’omutima gwabwe gwonna.+

8 “‘Naye ng’ayogera ku bibala by’ettiini ebibi ennyo ebitasobola kuliibwa,+ Yakuwa agamba bw’ati: “Kabaka Zeddeekiya+ owa Yuda, abaami be, n’abantu b’omu Yerusaalemi abaawonawo, abo abakyali mu nsi eno n’abo abali mu nsi ya Misiri,+ nja kubatwala ng’ebibala by’ettiini ebyo. 9 Nja kubaleetako akabi bafuuke ekintu eky’entiisa eri obwakabaka bwonna mu nsi,+ era bafuuke ekivume, olugero, ekintu ekisekererwa, era ekikolimo+ mu bifo byonna gye nnaabasaasaanyiza.+ 10 Nja kubasindikira ekitala,+ enjala, n’endwadde,+ okutuusa lwe banaasaanawo mu nsi gye nnabawa bo ne bajjajjaabwe.”’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share