LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Amawanga gateekateeka okulumba Yuda (1-4)

      • Yekosafaati asaba Yakuwa amuyambe (5-13)

      • Yakuwa addamu okusaba kwe (14-19)

      • Yuda erokolebwa mu ngeri ey’ekyamagero (20-30)

      • Enkomerero y’obufuzi bwa Yekosafaati (31-37)

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:1

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Bamewuni.”

Marginal References

  • +Bal 3:14; 2Sa 8:2; Zb 83:2, 6
  • +Lub 19:36-38

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:2

Footnotes

  • *

    Kirabika, Ennyanja Enfu.

Marginal References

  • +Yos 15:1
  • +Yos 15:20, 62

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:3

Marginal References

  • +2By 19:1, 3

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:4

Marginal References

  • +Ma 4:29-31

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:6

Marginal References

  • +1Sk 8:23; Mat 6:9
  • +1By 29:11; Dan 4:17
  • +1By 29:12; Is 40:15, 17; Dan 4:35

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:7

Marginal References

  • +Lub 12:7; Nek 9:7, 8; Is 41:8; Yak 2:23

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:8

Marginal References

  • +2By 2:4

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:9

Marginal References

  • +2By 6:20
  • +1Sk 8:33, 34; 2By 6:28-30

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:10

Marginal References

  • +Lub 36:8
  • +Kbl 20:17, 18; Ma 2:5, 9, 19

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:11

Marginal References

  • +Bal 11:23, 24; Zb 83:2, 4

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:12

Marginal References

  • +Bal 11:27, 28; Zb 7:6
  • +2Sk 6:15, 16
  • +2By 14:11; Zb 25:15; 62:1

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:15

Marginal References

  • +Ma 1:29, 30; Yos 11:4, 6; 2By 32:7, 8

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:17

Footnotes

  • *

    Oba, “engeri Yakuwa gy’abanunula.”

Marginal References

  • +Is 30:15
  • +Kuv 14:13, 14; 15:2; 1Sa 2:1; 1By 16:23; Kuk 3:26
  • +Ma 31:8; Yos 10:25
  • +Kbl 14:9; 2By 15:2

Indexes

  • Research Guide

    By’Oyiga mu Bayibuli, lup. 120-121

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 15

    6/1/2003, lup. 31

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:19

Marginal References

  • +1By 23:12
  • +1By 15:16

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:20

Footnotes

  • *

    Oba, “okugumiikiriza.”

Marginal References

  • +2By 11:5, 6
  • +Kuv 14:31; 19:9

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:21

Marginal References

  • +1By 15:16
  • +Kuv 34:6

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:22

Marginal References

  • +Bal 7:22; 1Sa 14:20

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:23

Marginal References

  • +Ma 2:5
  • +Kuv 14:25; Ezk 38:21

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:24

Marginal References

  • +2By 20:16
  • +Kuv 14:30; Zb 110:5, 6; Is 37:36

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:25

Marginal References

  • +Kuv 12:35; 2Sk 7:15, 16

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:26

Footnotes

  • *

    Obut., “gye baaweera Yakuwa omukisa.”

  • *

    Obut., “Mukisa.”

Marginal References

  • +Kuv 17:14, 15; 1Sa 7:12

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:27

Marginal References

  • +1Sa 2:1; Zb 20:5; 30:1

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:28

Marginal References

  • +2Sa 6:5; 1By 16:5
  • +Kbl 10:8; 1By 13:8; 2By 29:26
  • +Zb 116:19

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:29

Marginal References

  • +Kuv 15:13, 14; Yos 9:3, 9; 2By 17:10

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:30

Marginal References

  • +Yos 23:1; 2Sa 7:1; 2By 15:15

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:31

Marginal References

  • +1Sk 22:41, 42

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:32

Marginal References

  • +1Sk 15:11
  • +2By 17:3, 4; 19:2, 3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2017, lup. 20

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:33

Marginal References

  • +1Sk 15:14; 22:43; 2By 17:1, 6
  • +1Sk 18:21

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:34

Marginal References

  • +1Sk 16:1; 2By 19:2
  • +2By 16:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 32

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:35

Marginal References

  • +2Sk 1:2, 16

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:36

Marginal References

  • +1Sk 10:22, 23
  • +Kbl 33:1, 35; Ma 2:8; 1Sk 9:26

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:37

Marginal References

  • +2By 19:2; Zb 127:1
  • +1Sk 22:48

General

2 Byom. 20:1Bal 3:14; 2Sa 8:2; Zb 83:2, 6
2 Byom. 20:1Lub 19:36-38
2 Byom. 20:2Yos 15:1
2 Byom. 20:2Yos 15:20, 62
2 Byom. 20:32By 19:1, 3
2 Byom. 20:4Ma 4:29-31
2 Byom. 20:61Sk 8:23; Mat 6:9
2 Byom. 20:61By 29:11; Dan 4:17
2 Byom. 20:61By 29:12; Is 40:15, 17; Dan 4:35
2 Byom. 20:7Lub 12:7; Nek 9:7, 8; Is 41:8; Yak 2:23
2 Byom. 20:82By 2:4
2 Byom. 20:92By 6:20
2 Byom. 20:91Sk 8:33, 34; 2By 6:28-30
2 Byom. 20:10Lub 36:8
2 Byom. 20:10Kbl 20:17, 18; Ma 2:5, 9, 19
2 Byom. 20:11Bal 11:23, 24; Zb 83:2, 4
2 Byom. 20:12Bal 11:27, 28; Zb 7:6
2 Byom. 20:122Sk 6:15, 16
2 Byom. 20:122By 14:11; Zb 25:15; 62:1
2 Byom. 20:15Ma 1:29, 30; Yos 11:4, 6; 2By 32:7, 8
2 Byom. 20:17Is 30:15
2 Byom. 20:17Kuv 14:13, 14; 15:2; 1Sa 2:1; 1By 16:23; Kuk 3:26
2 Byom. 20:17Ma 31:8; Yos 10:25
2 Byom. 20:17Kbl 14:9; 2By 15:2
2 Byom. 20:191By 23:12
2 Byom. 20:191By 15:16
2 Byom. 20:202By 11:5, 6
2 Byom. 20:20Kuv 14:31; 19:9
2 Byom. 20:211By 15:16
2 Byom. 20:21Kuv 34:6
2 Byom. 20:22Bal 7:22; 1Sa 14:20
2 Byom. 20:23Ma 2:5
2 Byom. 20:23Kuv 14:25; Ezk 38:21
2 Byom. 20:242By 20:16
2 Byom. 20:24Kuv 14:30; Zb 110:5, 6; Is 37:36
2 Byom. 20:25Kuv 12:35; 2Sk 7:15, 16
2 Byom. 20:26Kuv 17:14, 15; 1Sa 7:12
2 Byom. 20:271Sa 2:1; Zb 20:5; 30:1
2 Byom. 20:282Sa 6:5; 1By 16:5
2 Byom. 20:28Kbl 10:8; 1By 13:8; 2By 29:26
2 Byom. 20:28Zb 116:19
2 Byom. 20:29Kuv 15:13, 14; Yos 9:3, 9; 2By 17:10
2 Byom. 20:30Yos 23:1; 2Sa 7:1; 2By 15:15
2 Byom. 20:311Sk 22:41, 42
2 Byom. 20:321Sk 15:11
2 Byom. 20:322By 17:3, 4; 19:2, 3
2 Byom. 20:331Sk 15:14; 22:43; 2By 17:1, 6
2 Byom. 20:331Sk 18:21
2 Byom. 20:341Sk 16:1; 2By 19:2
2 Byom. 20:342By 16:7
2 Byom. 20:352Sk 1:2, 16
2 Byom. 20:361Sk 10:22, 23
2 Byom. 20:36Kbl 33:1, 35; Ma 2:8; 1Sk 9:26
2 Byom. 20:372By 19:2; Zb 127:1
2 Byom. 20:371Sk 22:48
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:1-37

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri

20 Oluvannyuma lw’ekiseera, Abamowaabu+ n’Abaamoni+ n’abamu ku Bammoni* ne bajja okulwanyisa Yekosafaati. 2 Abantu ne bagamba Yekosafaati nti: “Waliwo ekibinja ekinene ekikulumbye nga kiva mu kitundu ekiriraanye ennyanja,* mu Edomu;+ era bali Kazazonu-tamali, kwe kugamba, mu Eni-gedi.”+ 3 Yekosafaati n’atya era n’amalirira okunoonya Yakuwa.+ Awo n’alangirira okusiiba mu Yuda yonna. 4 Abantu b’omu Yuda ne bakuŋŋaana okwebuuza ku Yakuwa.+ Baava mu bibuga byonna ebya Yuda okwebuuza ku Yakuwa.

5 Awo Yekosafaati n’ayimirira wakati mu kibiina kya Yuda n’ekya Yerusaalemi mu maaso g’oluggya olupya, mu nnyumba ya Yakuwa, 6 n’agamba nti:

“Ai Yakuwa Katonda wa bajjajjaffe, si ggwe Katonda ali mu ggulu,+ era obwakabaka bw’amawanga gonna si ggwe abulinako obuyinza?+ Olina obuyinza n’amaanyi mu mukono gwo ne kiba nti tewali ayinza kukuziyiza.+ 7 Ai Katonda waffe, tewagoba abantu b’omu nsi eno mu maaso g’abantu bo Isirayiri, n’ogiwa ezzadde lya Ibulayimu mukwano gwo,+ ebeere yaabwe lubeerera? 8 Baagibeeramu era ne bakuzimbiramu ekifo ekitukuvu eky’erinnya lyo+ nga bagamba nti, 9 ‘Bwe tunaatuukibwangako akabi, nga kava ku kitala, ku kibonerezo, ku ndwadde, oba ku njala, tunaayimiriranga mu maaso g’ennyumba eno ne mu maaso go (kubanga erinnya lyo liri mu nnyumba eno),+ ne tukukoowoola otuyambe mu nnaku yaffe, era owuliranga n’otulokola.’+ 10 Kaakano laba abantu ba Amoni n’aba Mowaabu n’ab’omu kitundu kya Seyiri+ eky’ensozi kye bakola. Tewakkiriza Bayisirayiri kubalumba bwe baali bava mu nsi ya Misiri. Baabeebalama ne batabazikiriza.+ 11 Naye kaakano kye batusasula kwe kujja okutugoba mu nsi yo gye watuwa ng’obusika.+ 12 Ai Katonda waffe, toobabonereze?+ Ffe tetulina maanyi kwaŋŋanga kibiina kino ekinene ekizze okutulwanyisa era tetumanyi kya kukola,+ wabula amaaso gaffe gatunuulidde ggwe.”+

13 Mu kiseera ekyo kyonna abantu b’omu Yuda bonna baali bayimiridde mu maaso ga Yakuwa, nga bali n’abaana baabwe abato ne bakyala baabwe ne batabani baabwe.

14 Awo omwoyo gwa Yakuwa ne gukka ku Yakaziyeeri mutabani wa Zekkaliya mutabani wa Benaya mutabani wa Yeyeri mutabani wa Mattaniya Omuleevi ow’oku baana ba Asafu, ng’ali wakati mu kibiina. 15 Awo n’agamba nti: “Muwulire mmwe mmwenna abantu b’omu Yuda n’ab’omu Yerusaalemi ne Kabaka Yekosafaati! Bw’ati Yakuwa bw’abagamba, ‘Temutya era temutekemuka olw’ekibiina kino ekinene, kubanga olutalo si lwammwe wabula lwa Katonda.+ 16 Enkya mugende mubaŋŋange. Bajja kujja nga bayitira mu kkubo ly’e Zizi, era mujja kubasanga ku nkomerero y’ekiwonvu mu maaso g’eddungu lya Yerweri. 17 Tekijja kubeetaagisa kulwana lutalo luno. Mubeere mu bifo byammwe; muyimirire butengerera+ mulabe Yakuwa bw’abalokola.*+ Ggwe Yuda ne Yerusaalemi, temutya era temutekemuka.+ Enkya mugende mubaŋŋange, era Yakuwa ajja kuba nammwe.’”+

18 Amangu ago Yekosafaati n’avunnama, obwenyi bwe ne butuukira ddala ku ttaka, era n’abantu b’omu Yuda yonna n’ab’omu Yerusaalemi ne bavunnama mu maaso ga Yakuwa okusinza Yakuwa. 19 Awo Abaleevi bazzukulu b’Abakokasi n’ab’Abakoola+ ne bayimuka okutendereza Yakuwa Katonda wa Isirayiri mu ddoboozi erya waggulu ennyo.+

20 Awo ne bakeera ku makya ne bagenda mu ddungu ly’e Tekowa.+ Bwe baali bagenda, Yekosafaati n’ayimirira n’agamba nti: “Mumpulirize mmwe abantu b’omu Yuda n’ab’omu Yerusaalemi! Mwesige Yakuwa Katonda wammwe musobole okuguma.* Mwesige bannabbi be+ mulyoke mutuuke ku buwanguzi.”

21 Bwe yamala okwebuuza ku bantu, n’alonda abasajja ab’okuyimbira+ Yakuwa n’okumutendereza nga bambadde ebyambalo ebitukuvu, bakulemberemu abasajja abaalina eby’okulwanyisa nga bagamba nti: “Mwebaze Yakuwa, kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.”+

22 Bwe baatandika okuyimba n’essanyu ennyimba ez’okutendereza, Yakuwa n’ateekawo abateezi okuteega abasajja ba Amoni n’aba Mowaabu n’ab’omu kitundu ky’e Seyiri eky’ensozi abaali bajja okulumba Yuda, era bano ne bakubagana bokka na bokka.+ 23 Abaamoni n’Abamowaabu ne bakyukira abantu b’omu kitundu kya Seyiri eky’ensozi+ ne babazikiriza era ne babasaanyaawo; era olwamala okuzikiriza abantu b’omu Seyiri buli omu n’akyukira munne n’amuzikiriza.+

24 Abantu b’omu Yuda bwe baatuuka ku munaala gw’omukuumi ogw’omu ddungu,+ ne batunuulira ekibiina, ne balaba emirambo gyabwe nga giri ku ttaka,+ nga tewali n’omu awonyeewo. 25 Yekosafaati n’abantu be ne bagenda okubaggyako omunyago, ne babasanga n’ebintu bingi, n’engoye, n’eby’omuwendo; ne babibaggyako ne batwalako bye baasobola ebirala ne bibalemerawo.+ Baamala ennaku ssatu nga bakuŋŋaanya omunyago, kubanga gwali mungi nnyo. 26 Ku lunaku olw’okuna ne bakuŋŋaanira mu Kiwonvu Beraka, kubanga eyo gye baatenderereza Yakuwa.* Eyo ye nsonga lwaki ekifo ekyo bakiyita Ekiwonvu Beraka*+ n’okutuusa leero.

27 Awo abasajja bonna aba Yuda ne Yerusaalemi ne bakomawo e Yerusaalemi nga Yekosafaati abakulembeddemu, nga bajaganya, kubanga Yakuwa yali abasobozesezza okuwangula abalabe baabwe.+ 28 Bajja e Yerusaalemi nga balina ebivuga eby’enkoba n’entongooli+ n’amakondeere,+ ne bagenda ku nnyumba ya Yakuwa.+ 29 Entiisa ya Katonda n’eba ku bwakabaka bw’ensi zonna bwe baawulira nti Yakuwa yali alwanyisizza abalabe ba Isirayiri.+ 30 Obwakabaka bwa Yekosafaati ne butebenkera, era Katonda we ne yeeyongera okumuwa ekiwummulo ku njuyi zonna.+

31 Yekosafaati ne yeeyongera okufuga Yuda. Yatandika okufuga ng’alina emyaka 35 era yafugira emyaka 25 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Azuba muwala wa Siruki.+ 32 Yatambulira mu kkubo lya Asa kitaawe.+ Teyalivaamu, era yakola ebirungi mu maaso ga Yakuwa.+ 33 Kyokka ebifo ebigulumivu tebyaggibwawo,+ era abantu baali tebannateekateeka mitima gyabwe kunoonya Katonda wa bajjajjaabwe.+

34 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Yekosafaati, okuva ku byasooka okutuukira ddala ku byasembayo, byawandiikibwa mu bigambo bya Yeeku+ mutabani wa Kanani+ ebyateekebwa mu Kitabo kya Bakabaka ba Isirayiri. 35 Oluvannyuma Yekosafaati kabaka wa Yuda yakolagana ne Akaziya kabaka wa Isirayiri eyakola ebintu ebibi ennyo.+ 36 Yamwegattako okukola ebyombo eby’okugenda e Talusiisi;+ baabikolera mu Eziyoni-geberi.+ 37 Kyokka Eriyeza mutabani wa Dodavaku ow’e Malesa n’alagula ku Yekosafaati ng’agamba nti: “Olw’okuba weegasse ne Akaziya, Yakuwa ajja kwonoona emirimu gyo.”+ Bwe bityo ebyombo ne bimenyekamenyeka,+ ne bitasobola kugenda Talusiisi.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share