LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 1 Abakkolinso 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okulamusa (1-3)

      • Pawulo yeebaza Katonda olw’Abakkolinso (4-9)

      • Bakubirizibwa okuba obumu (10-17)

      • Kristo, amaanyi era amagezi ga Katonda (18-25)

      • Okwenyumiririza mu Yakuwa yekka (26-31)

1 Abakkolinso 1:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 9:15

1 Abakkolinso 1:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 18:1
  • +1Ko 6:11; Beb 9:13, 14
  • +Mat 12:18, 21; Bik 4:12

1 Abakkolinso 1:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 1:9

1 Abakkolinso 1:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 18:5

1 Abakkolinso 1:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 17:29, 30; 2Se 1:7; 1Pe 1:7

1 Abakkolinso 1:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 4:5; 5:5; Kub 1:10

1 Abakkolinso 1:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 7:9

1 Abakkolinso 1:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 16:17
  • +Bar 15:5, 6; 2Ko 13:11; Bef 4:1, 3; Baf 2:2

1 Abakkolinso 1:12

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Era ayitibwa Peetero.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 18:24; 1Ko 3:4, 5, 21-23

1 Abakkolinso 1:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 18:8
  • +Bar 16:23

1 Abakkolinso 1:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 16:15

1 Abakkolinso 1:17

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 9:15

1 Abakkolinso 1:18

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 17:18; 1Ko 2:14
  • +Bar 1:16

1 Abakkolinso 1:19

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 29:14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1993, lup. 22-24

1 Abakkolinso 1:20

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “w’enteekateeka y’ebintu eno.” Laba Awanny.

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1993, lup. 21-22

1 Abakkolinso 1:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 10:21
  • +Bak 2:8
  • +1Ko 2:14; 3:18

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 26

    5/1/1993, lup. 21-24

1 Abakkolinso 1:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 12:38; Luk 11:29

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1993, lup. 23-24

1 Abakkolinso 1:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 17:32

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2012, lup. 13

    8/15/2010, lup. 4

1 Abakkolinso 1:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 2:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2015, lup. 3-7

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 87-96

1 Abakkolinso 1:25

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 13:4

1 Abakkolinso 1:26

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “abava mu maka ag’ebitiibwa.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 4:13
  • +Yok 7:48; Yak 2:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1995, lup. 16-17

1 Abakkolinso 1:27

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 11:25

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 24

    5/1/1995, lup. 16-17

1 Abakkolinso 1:28

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 2:6

1 Abakkolinso 1:29

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1993, lup. 23

1 Abakkolinso 1:30

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 10:4; 2Ko 5:21
  • +Yok 17:19; Beb 10:10
  • +Bar 3:24; Bak 1:13, 14

1 Abakkolinso 1:31

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yer 9:24; 2Ko 10:17

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2005, lup. 13

Ebirala

1 Kol. 1:1Bik 9:15
1 Kol. 1:2Bik 18:1
1 Kol. 1:21Ko 6:11; Beb 9:13, 14
1 Kol. 1:2Mat 12:18, 21; Bik 4:12
1 Kol. 1:5Bak 1:9
1 Kol. 1:6Bik 18:5
1 Kol. 1:7Luk 17:29, 30; 2Se 1:7; 1Pe 1:7
1 Kol. 1:81Ko 4:5; 5:5; Kub 1:10
1 Kol. 1:9Ma 7:9
1 Kol. 1:10Bar 15:5, 6; 2Ko 13:11; Bef 4:1, 3; Baf 2:2
1 Kol. 1:10Bar 16:17
1 Kol. 1:12Bik 18:24; 1Ko 3:4, 5, 21-23
1 Kol. 1:14Bik 18:8
1 Kol. 1:14Bar 16:23
1 Kol. 1:161Ko 16:15
1 Kol. 1:17Bik 9:15
1 Kol. 1:18Bik 17:18; 1Ko 2:14
1 Kol. 1:18Bar 1:16
1 Kol. 1:19Is 29:14
1 Kol. 1:21Luk 10:21
1 Kol. 1:21Bak 2:8
1 Kol. 1:211Ko 2:14; 3:18
1 Kol. 1:22Mat 12:38; Luk 11:29
1 Kol. 1:23Bik 17:32
1 Kol. 1:24Bak 2:3
1 Kol. 1:252Ko 13:4
1 Kol. 1:26Bik 4:13
1 Kol. 1:26Yok 7:48; Yak 2:5
1 Kol. 1:27Mat 11:25
1 Kol. 1:281Ko 2:6
1 Kol. 1:30Bar 10:4; 2Ko 5:21
1 Kol. 1:30Yok 17:19; Beb 10:10
1 Kol. 1:30Bar 3:24; Bak 1:13, 14
1 Kol. 1:31Yer 9:24; 2Ko 10:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 1:1-31

1 Abakkolinso

1 Nze Pawulo eyayitibwa okubeera omutume+ wa Kristo Yesu olw’okwagala kwa Katonda, awamu ne muganda waffe Sossene, 2 mpandiikira ab’omu kibiina kya Katonda ekiri mu Kkolinso,+ abaatukuzibwa mu Kristo Yesu,+ abaayitibwa okuba abatukuvu, awamu n’abo bonna abali mu buli kifo abakoowoola erinnya lya Mukama waffe Yesu Kristo,+ Mukama waabwe era owaffe:

3 Ekisa eky’ensusso n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe n’eri Mukama waffe Yesu Kristo bibeere nammwe.

4 Bulijjo nneebaza Katonda wange ku lwammwe olw’ekisa eky’ensusso ky’abalaze okuyitira mu Kristo Yesu; 5 mu ye mugaggawaziddwa mu buli kintu, mu busobozi bw’okubuulira ekigambo ne mu kumanya okujjuvu,+ 6 kubanga obujulirwa obukwata ku Kristo+ bunyweredde ddala mu mmwe, 7 ne kiba nti tewali kirabo kye mutalina nga mulindirira okubikkulibwa kwa Mukama waffe Yesu Kristo.+ 8 Era Katonda ajja kubanyweza okutuukira ddala ku nkomerero, muleme kubaako kye muvunaanibwa ku lunaku lwa Mukama waffe Yesu Kristo.+ 9 Katonda eyabayita okukolera awamu n’Omwana we Yesu Kristo Mukama waffe, mwesigwa.+

10 Kale ab’oluganda, mbakubiriza mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo okubeeranga obumu mu bye mwogera, era waleme kubaawo njawukana mu mmwe,+ wabula mubeerenga bumu mu ndowooza ne mu kigendererwa.+ 11 Ab’ennyumba ya Kuloowe bantegeeza ebibafaako baganda bange, nti mulina enjawukana. 12 Kye ntegeeza kye kino, nti buli omu ku mmwe agamba nti: “Nze ndi wa Pawulo,” “Ate nze ndi wa Apolo,”+ “Ate nze ndi wa Keefa,”* “Ate nze ndi wa Kristo.” 13 Kristo ayawuddwamu? Pawulo ye yakomererwa ku lwammwe? Oba, mwabatizibwa mu linnya lya Pawulo? 14 Nneebaza Katonda nti sirina n’omu ku mmwe gwe nnabatiza okuggyako Kulisupo+ ne Gayo.+ 15 N’olwekyo, tewali n’omu ayinza kugamba nti mwabatizibwa mu linnya lyange. 16 Kyo kituufu nti nnabatiza n’ab’omu nnyumba ya Siteefana,+ naye simanyi obanga waliwo omulala yenna gwe nnabatiza. 17 Kristo teyantuma kubatiza, wabula okulangirira amawulire amalungi,+ si mu magezi ga bigambo, omuti gwa Kristo ogw’okubonaabona* guleme okufuulibwa ekitagasa.

18 Kubanga ebigambo ebikwata ku muti ogw’okubonaabona* busirusiru eri abo abazikirira,+ naye eri ffe abalokolebwa, ge maanyi ga Katonda.+ 19 Kubanga kyawandiikibwa nti: “Ndireetera amagezi g’abasajja abagezigezi okusaanawo era n’okutegeera kw’abategeevu nja kukuggyawo.”+ 20 Omugezi aluwa? Omuwandiisi aluwa? Omuwakanyi w’ensi eno* aluwa? Amagezi g’ensi eno Katonda teyagafuula busirusiru? 21 Wadde ng’ensi mu magezi gaayo teyamanya Katonda,+ Katonda mu magezi ge+ yalaba nti kirungi okulokola abo abakkiriza ng’ayitira mu busirusiru+ bw’ebyo ebibuulirwa.

22 Abayudaaya basaba okulagibwa obubonero+ n’Abayonaani banoonya amagezi; 23 naye ffe tubuulira ebikwata ku Kristo eyakomererwa, eri Abayudaaya nkonge eyeesittaza, ate eri amawanga busirusiru.+ 24 Naye eri abo abaayitibwa, Abayudaaya n’Abayonaani, Kristo maanyi ga Katonda era magezi ge.+ 25 Kubanga ekintu kya Katonda eky’obusirusiru kiba kya magezi okusinga abantu, n’ekintu kya Katonda ekinafu kiba kya maanyi okusinga abantu.+

26 Ab’oluganda, bwe mutunuulira okuyitibwa kwammwe mukiraba nti abatwalibwa ng’abagezi abaayitibwa si bangi,+ ab’amaanyi si bangi, era n’ab’ebitiibwa* si bangi,+ 27 naye Katonda yalonda ebintu by’ensi ebisirusiru asobole okukwasa abagezi ensonyi; era Katonda yalonda ebintu by’ensi ebinafu asobole okukwasa ebintu eby’amaanyi ensonyi;+ 28 era Katonda yalonda ebintu by’ensi ebigayibwa, ebinyoomebwa, ebintu abantu bye batwala ng’ebitali bikulu, alyoke aggyewo ebintu ebitwalibwa ng’ebikulu,+ 29 waleme kubaawo n’omu eyeenyumiriza mu maaso ga Katonda. 30 Naye ku lulwe muli bumu ne Kristo Yesu afuuse gye tuli amagezi agava eri Katonda, n’obutuukirivu,+ n’okutukuzibwa,+ n’okusumululwa okuyitira mu kinunulo,+ 31 kisobole okuba nga bwe kyawandiikibwa nti: “Oyo eyeenyumiriza yeenyumiririze mu Yakuwa.”*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza