LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 37
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwolesebwa okukwata ku kiwonvu eky’amagumba amakalu (1-14)

      • Emiggo ebiri gya kugattibwa wamu (15-28)

        • Eggwanga limu nga lifugibwa kabaka omu (22)

        • Endagaano y’emirembe ey’olubeerera (26)

Ezeekyeri 37:1

Marginal References

  • +Kub 21:10

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 113, 118

Ezeekyeri 37:2

Marginal References

  • +Ezk 37:11

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 113, 114-115

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 30

Ezeekyeri 37:3

Marginal References

  • +Ma 32:39; 1Sa 2:6

Ezeekyeri 37:5

Marginal References

  • +Lub 2:7; Ezk 37:14

Ezeekyeri 37:7

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 115-116

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 30-31

Ezeekyeri 37:8

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 115-116

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 30-31

Ezeekyeri 37:9

Footnotes

  • *

    Oba, “omukka; omwoyo.”

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 114-115

Ezeekyeri 37:10

Footnotes

  • *

    Oba, “omwoyo.”

Marginal References

  • +Kub 11:11

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 116-119

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 30-31

Ezeekyeri 37:11

Marginal References

  • +Ezk 36:10
  • +Is 49:14

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 113-114

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 29-30

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 37:12

Marginal References

  • +Is 66:14
  • +Ezk 11:17; Am 9:14

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 113-114

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 37:13

Marginal References

  • +Zb 126:2

Ezeekyeri 37:14

Marginal References

  • +Is 32:14, 15; Ezk 36:27

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 117-119

Ezeekyeri 37:16

Marginal References

  • +2By 15:9; 30:11
  • +1Sk 11:31; 12:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 14

    Okusinza Okulongoofu, lup. 130-131, 239-240

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2016, lup. 31-32

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17-18

Ezeekyeri 37:17

Marginal References

  • +Is 11:13; Yer 3:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 14

    Okusinza Okulongoofu, lup. 130-131, 239-240

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2016, lup. 31-32

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17-18

Ezeekyeri 37:18

Footnotes

  • *

    Obut., “abaana b’abantu bo.”

Ezeekyeri 37:19

Marginal References

  • +Yer 50:4; Zek 10:6

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 134

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17-18

Ezeekyeri 37:21

Marginal References

  • +Ma 30:3; Is 11:12; Yer 16:14, 15; Am 9:14

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 130-132

Ezeekyeri 37:22

Marginal References

  • +Yer 3:18; Kos 1:11
  • +Lub 49:10; Zb 2:6; Is 9:6; Yer 23:5; Luk 1:32
  • +Ezk 37:19; Zek 10:6

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 89, 130

Ezeekyeri 37:23

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Ezk 6:4.

Marginal References

  • +Is 2:18; Ezk 11:18; Kos 14:8; Zek 13:2
  • +Yer 31:33; Ezk 36:28

Ezeekyeri 37:24

Marginal References

  • +Yer 23:5; 30:9; Kos 3:5; Luk 1:32
  • +Yok 10:16; 1Pe 5:4
  • +Ma 30:8-10; Yer 32:39; Ezk 36:27

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 89, 133, 214-215

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17-18

Ezeekyeri 37:25

Footnotes

  • *

    Obut., “ne batabani.”

Marginal References

  • +Yer 30:3
  • +Yow. 3:20
  • +Is 60:21; Am 9:15
  • +Ezk 34:24; Luk 1:32

Ezeekyeri 37:26

Marginal References

  • +Ezk 34:25
  • +Yer 30:19; Zek 8:5

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 134

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2010, lup. 27-28

    3/1/1991, lup. 6-7

Ezeekyeri 37:27

Footnotes

  • *

    Oba, “Ekifo we mbeera; Amaka gange.”

  • *

    Oba, “ku bo.”

Marginal References

  • +Lev 26:12; Ezk 11:19, 20; 43:7; Kos 2:23; Kub 21:3

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 134

Ezeekyeri 37:28

Marginal References

  • +Ezk 36:23

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 135-136

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1991, lup. 6-7

General

Ezk. 37:1Kub 21:10
Ezk. 37:2Ezk 37:11
Ezk. 37:3Ma 32:39; 1Sa 2:6
Ezk. 37:5Lub 2:7; Ezk 37:14
Ezk. 37:10Kub 11:11
Ezk. 37:11Ezk 36:10
Ezk. 37:11Is 49:14
Ezk. 37:12Is 66:14
Ezk. 37:12Ezk 11:17; Am 9:14
Ezk. 37:13Zb 126:2
Ezk. 37:14Is 32:14, 15; Ezk 36:27
Ezk. 37:162By 15:9; 30:11
Ezk. 37:161Sk 11:31; 12:20
Ezk. 37:17Is 11:13; Yer 3:18
Ezk. 37:19Yer 50:4; Zek 10:6
Ezk. 37:21Ma 30:3; Is 11:12; Yer 16:14, 15; Am 9:14
Ezk. 37:22Yer 3:18; Kos 1:11
Ezk. 37:22Lub 49:10; Zb 2:6; Is 9:6; Yer 23:5; Luk 1:32
Ezk. 37:22Ezk 37:19; Zek 10:6
Ezk. 37:23Is 2:18; Ezk 11:18; Kos 14:8; Zek 13:2
Ezk. 37:23Yer 31:33; Ezk 36:28
Ezk. 37:24Yer 23:5; 30:9; Kos 3:5; Luk 1:32
Ezk. 37:24Yok 10:16; 1Pe 5:4
Ezk. 37:24Ma 30:8-10; Yer 32:39; Ezk 36:27
Ezk. 37:25Yer 30:3
Ezk. 37:25Yow. 3:20
Ezk. 37:25Is 60:21; Am 9:15
Ezk. 37:25Ezk 34:24; Luk 1:32
Ezk. 37:26Ezk 34:25
Ezk. 37:26Yer 30:19; Zek 8:5
Ezk. 37:27Lev 26:12; Ezk 11:19, 20; 43:7; Kos 2:23; Kub 21:3
Ezk. 37:28Ezk 36:23
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 37:1-28

Ezeekyeri

37 Omukono gwa Yakuwa gwandiko, era Yakuwa yakozesa omwoyo gwe n’antwala n’anteeka wakati mu lusenyi+ olwali lujjudde amagumba. 2 Yantambuza ng’anneetoolooza amagumba, ne ndaba nga mangi nnyo mu lusenyi era nga makalu nnyo.+ 3 N’ambuuza nti: “Omwana w’omuntu, amagumba gano gasobola okuddamu okuba amalamu?” Ne mmuddamu nti: “Yakuwa Mukama Afuga Byonna, ggwe omanyi.”+ 4 N’aŋŋamba nti: “Langirira ebikwata ku magumba gano, era ogagambe nti, ‘Mmwe amagumba amakalu, muwulire Yakuwa ky’agamba:

5 “‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba amagumba gano: “Nja kubateekamu omukka, era mujja kulamuka.+ 6 Nja kubateekako ebinywa n’ennyama, era nja kubabikkako olususu era mbateekemu omukka, era mujja kulamuka; mujja kumanya nti nze Yakuwa.”’”

7 Awo ne nnangirira nga bwe nnali ndagiddwa, era bwe nnali nkyalangirira, ne mpulira ebintu ebikoonagana, amagumba ne gatandika okwegatta buli limu ku linnaalyo. 8 Ne ndaba nga gazzeeko ebinywa n’ennyama, era nga gabikkiddwako olususu, naye nga tegaliimu mukka.

9 Awo n’aŋŋamba nti: “Langirira eri empewo. Omwana w’omuntu, langirira era ogambe empewo nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Ggwe empewo,* jjangu ng’ova eri empewo ennya okuntire ku bantu bano abattibwa, balamuke.”’”

10 Awo ne nnangirira nga bwe yandagira, omukka* ne gubayingiramu, ne balamuka ne bayimirira,+ ne baba eggye ddene nnyo.

11 Awo n’aŋŋamba nti: “Omwana w’omuntu, amagumba gano ye nnyumba ya Isirayiri yonna.+ Bagamba nti, ‘Amagumba gaffe makalu era essuubi lyaffe liggwereddewo ddala.+ Twawuddwa ku balala.’ 12 Kale langirira obagambe nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Mmwe abantu bange, nja kwasamya amalaalo gammwe+ mbaggyeyo, mbatwale mu nsi ya Isirayiri.+ 13 Era mujja kumanya nti nze Yakuwa, mmwe abantu bange,+ bwe nnaayasamya amalaalo gammwe era bwe nnaabaggyayo mu malaalo gammwe.”’ 14 ‘Nja kubateekamu omwoyo gwange mulamuke,+ era mbateeke mu nsi yammwe; kale mujja kumanya nti nze Yakuwa nze nkyogedde era ne nkikola,’ bw’ayogera Yakuwa.”

15 Yakuwa era n’ayogera nange n’aŋŋamba nti: 16 “Omwana w’omuntu, ddira omuggo owandiikeko nti, ‘Gwa Yuda n’abantu ba Isirayiri abali naye.’+ Era ddira omuggo omulala owandiikeko nti, ‘Gwa Yusufu, omuggo gwa Efulayimu, n’ab’ennyumba ya Isirayiri bonna abali naye.’+ 17 Oluvannyuma emiggo gyombi ogikwatire wamu, gibe ng’omuggo gumu mu mukono gwo.+ 18 Abantu bo* bwe banaakubuuza nti, ‘Tootubuulire bintu ebyo kye bitegeeza?’ 19 ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Nja kuddira omuggo gwa Yusufu, oguli mu mukono gwa Efulayimu, n’ebika bya Isirayiri ebiri naye, mbigatte n’omuggo gwa Yuda; gyombi nja kugifuula omuggo gumu,+ era bajja kufuuka omuggo gumu mu mukono gwange.”’ 20 Emiggo gy’owandiikako gisaanidde okuba mu mukono gwo abantu bagirabe.

21 “Oluvannyuma ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Nja kuggya Abayisirayiri mu mawanga gye baagenda, era nja kubakuŋŋaanya okuva ku buli luuyi, mbakomyewo mu nsi yaabwe.+ 22 Nja kubafuula eggwanga limu mu nsi eyo,+ ku nsozi za Isirayiri, era kabaka omu y’ajja okubafuga bonna,+ era tebajja kuddamu kuba mawanga abiri, wadde okwawulwamu okuba obwakabaka bubiri.+ 23 Tebajja kuddamu kwefuula batali balongoofu na bifaananyi byabwe ebyenyinyaza,* n’ebikolwa byabwe eby’omuzizo, era n’ebibi byabwe byonna.+ Nja kubalokola okuva mu butali bwesigwa bwabwe obwabaviirako okwonoona, era nja kubalongoosa. Bajja kuba bantu bange nange mbeere Katonda waabwe.+

24 “‘“Omuweereza wange Dawudi y’anaaba kabaka waabwe,+ era bonna bajja kuba n’omusumba omu.+ Bajja kutambulira mu mateeka gange era bakwate ebiragiro byange n’obwegendereza.+ 25 Bajja kubeera mu nsi gye nnawa omuweereza wange Yakobo, ensi bajjajjammwe mwe baabeeranga.+ Bajja kugibeeramu emirembe gyonna,+ bo n’abaana* baabwe ne bazzukulu baabwe;+ era omuweereza wange Dawudi y’anaaba omukulembeze waabwe emirembe n’emirembe.+

26 “‘“Nja kukola nabo endagaano ey’emirembe;+ ejja kuba ndagaano ya mirembe gyonna. Nja kubateeka mu nsi yaabwe mbaaze,+ era nja kuteeka ekifo kyange ekitukuvu wakati mu bo emirembe n’emirembe. 27 Weema yange* ejja kuba wamu nabo,* era nja kuba Katonda waabwe, era nabo bajja kuba bantu bange.+ 28 Ekifo kyange ekitukuvu bwe kinaabeera wakati mu bo emirembe n’emirembe, amawanga gajja kumanya nti nze Yakuwa nze ntukuza Isirayiri.”’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share