LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 36
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obunnabbi obukwata ku nsozi za Isirayiri (1-15)

      • Abayisirayiri ba kuzzibwayo mu nsi yaabwe (16-38)

        • “Nja kutukuza erinnya lyange ekkulu” (23)

        • “Efaanana ng’olusuku Edeni” (35)

Ezeekyeri 36:2

Marginal References

  • +Yer 49:1; Ezk 35:10

Ezeekyeri 36:3

Footnotes

  • *

    Obut., “ensigalira; abaasigalawo.”

Marginal References

  • +Ma 28:37; 1Sk 9:7; Kuk 2:15; Dan 9:16

Ezeekyeri 36:4

Marginal References

  • +Yer 25:9
  • +Zb 79:4; Ezk 34:28

Ezeekyeri 36:5

Marginal References

  • +Zef 3:8
  • +Ob 12
  • +Ezk 25:12, 13; 35:10, 11; Am 1:11

Ezeekyeri 36:6

Marginal References

  • +Zb 74:10; 123:4

Ezeekyeri 36:7

Marginal References

  • +Yer 25:9; 49:17

Ezeekyeri 36:8

Marginal References

  • +Is 44:23; 51:3; Ezk 36:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 36:10

Marginal References

  • +Zek 8:4
  • +Is 51:3; Yer 30:18, 19; Am 9:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 36:11

Marginal References

  • +Yer 31:27
  • +Is 54:7; Yer 30:18
  • +Kag 2:9
  • +Kos 2:20; Yow. 3:17

Ezeekyeri 36:12

Marginal References

  • +Yer 32:44; Ob 17
  • +Is 65:23

Ezeekyeri 36:15

Marginal References

  • +Is 54:4; 60:14; Mi 7:8; Zef 2:8; 3:19

Ezeekyeri 36:17

Marginal References

  • +Zb 106:38; Is 24:5; Yer 2:7; 16:18
  • +Lev 12:2; Is 64:6

Ezeekyeri 36:18

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Ezk 6:4.

Marginal References

  • +Is 42:24, 25
  • +Ezk 23:37

Ezeekyeri 36:19

Marginal References

  • +Lev 26:38; Ezk 22:15

Ezeekyeri 36:20

Marginal References

  • +Is 52:5; Bar 2:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 36:21

Marginal References

  • +Zb 74:18; Is 48:9; Ezk 20:9

Ezeekyeri 36:22

Marginal References

  • +Zb 106:7, 8

Ezeekyeri 36:23

Marginal References

  • +Is 5:16; Ezk 20:41
  • +Zb 102:13-15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2007, lup. 23

Ezeekyeri 36:24

Marginal References

  • +Ma 30:3; Is 43:5; Yer 23:3; Ezk 34:13; Kos 1:11

Ezeekyeri 36:25

Marginal References

  • +Kbl 19:13; Zb 51:7
  • +Is 4:4; Yer 33:8
  • +Ezk 6:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 36:26

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, omutima ogugondera amateeka ga Katonda.

Marginal References

  • +Yer 32:39
  • +Zb 51:10; Ezk 11:19, 20
  • +Zek 7:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 36:27

Marginal References

  • +Yer 31:33

Ezeekyeri 36:28

Marginal References

  • +Yer 30:22; Ezk 37:25, 27

Ezeekyeri 36:29

Marginal References

  • +Ezk 34:29

Ezeekyeri 36:30

Marginal References

  • +Ezk 34:27

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 101

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

Ezeekyeri 36:31

Marginal References

  • +Ezr 9:6; Nek 9:26; Yer 31:18; Ezk 6:9

Ezeekyeri 36:32

Marginal References

  • +Ma 9:5; Dan 9:19

Ezeekyeri 36:33

Marginal References

  • +Zek 8:8
  • +Is 58:12; Yer 33:10, 11; Am 9:14

Ezeekyeri 36:35

Marginal References

  • +Lub 2:8
  • +Is 51:3

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 109

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 17

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 97

Ezeekyeri 36:36

Marginal References

  • +Ezk 28:26; 37:14

Ezeekyeri 36:38

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ng’ebisibo by’endiga ez’okusaddaaka mu Yerusaalemi.”

Marginal References

  • +Yer 30:18, 19
  • +Kuv 23:17

General

Ezk. 36:2Yer 49:1; Ezk 35:10
Ezk. 36:3Ma 28:37; 1Sk 9:7; Kuk 2:15; Dan 9:16
Ezk. 36:4Yer 25:9
Ezk. 36:4Zb 79:4; Ezk 34:28
Ezk. 36:5Zef 3:8
Ezk. 36:5Ob 12
Ezk. 36:5Ezk 25:12, 13; 35:10, 11; Am 1:11
Ezk. 36:6Zb 74:10; 123:4
Ezk. 36:7Yer 25:9; 49:17
Ezk. 36:8Is 44:23; 51:3; Ezk 36:30
Ezk. 36:10Zek 8:4
Ezk. 36:10Is 51:3; Yer 30:18, 19; Am 9:14
Ezk. 36:11Yer 31:27
Ezk. 36:11Is 54:7; Yer 30:18
Ezk. 36:11Kag 2:9
Ezk. 36:11Kos 2:20; Yow. 3:17
Ezk. 36:12Yer 32:44; Ob 17
Ezk. 36:12Is 65:23
Ezk. 36:15Is 54:4; 60:14; Mi 7:8; Zef 2:8; 3:19
Ezk. 36:17Zb 106:38; Is 24:5; Yer 2:7; 16:18
Ezk. 36:17Lev 12:2; Is 64:6
Ezk. 36:18Is 42:24, 25
Ezk. 36:18Ezk 23:37
Ezk. 36:19Lev 26:38; Ezk 22:15
Ezk. 36:20Is 52:5; Bar 2:24
Ezk. 36:21Zb 74:18; Is 48:9; Ezk 20:9
Ezk. 36:22Zb 106:7, 8
Ezk. 36:23Is 5:16; Ezk 20:41
Ezk. 36:23Zb 102:13-15
Ezk. 36:24Ma 30:3; Is 43:5; Yer 23:3; Ezk 34:13; Kos 1:11
Ezk. 36:25Kbl 19:13; Zb 51:7
Ezk. 36:25Is 4:4; Yer 33:8
Ezk. 36:25Ezk 6:4
Ezk. 36:26Yer 32:39
Ezk. 36:26Zb 51:10; Ezk 11:19, 20
Ezk. 36:26Zek 7:12
Ezk. 36:27Yer 31:33
Ezk. 36:28Yer 30:22; Ezk 37:25, 27
Ezk. 36:29Ezk 34:29
Ezk. 36:30Ezk 34:27
Ezk. 36:31Ezr 9:6; Nek 9:26; Yer 31:18; Ezk 6:9
Ezk. 36:32Ma 9:5; Dan 9:19
Ezk. 36:33Zek 8:8
Ezk. 36:33Is 58:12; Yer 33:10, 11; Am 9:14
Ezk. 36:35Lub 2:8
Ezk. 36:35Is 51:3
Ezk. 36:36Ezk 28:26; 37:14
Ezk. 36:38Yer 30:18, 19
Ezk. 36:38Kuv 23:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 36:1-38

Ezeekyeri

36 “Ggwe omwana w’omuntu, langirira eri ensozi za Isirayiri ogambe nti, ‘Mmwe ensozi za Isirayiri muwulire Yakuwa ky’agamba. 2 Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Omulabe akwogeddeko nti, ‘Otyo! N’ebifo eby’edda ebigulumivu bifuuse byaffe!’”’+

3 “Kale langirira nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Olw’okuba babafudde matongo era ne babalumba okuva ku njuyi zonna, musobole okutwalibwa ab’amawanga abaawonawo,* era olw’okuba abantu baboogerako era ne babawaayiriza,+ 4 kale mmwe ensozi za Isirayiri muwulire Yakuwa Mukama Afuga Byonna ky’agamba! Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba ensozi n’obusozi, emigga n’ebiwonvu, amatongo+ n’ebibuga ebyanyagululwa ne birekebwa awo era ne bisekererwa ab’amawanga abaawonawo ababyetoolodde;+ 5 ebyo Yakuwa Mukama Afuga Byonna abigamba nti: ‘Nga ndiko obusungu obubuubuuka+ nja kwogera eri ab’amawanga abaawonawo n’eri Edomu yonna, abo abatutte ensi yange nga bajaganya era nga bajjudde obunyoomi,+ basobole okuwamba amalundiro gaayo n’okuginyagulula.’”’+

6 “Kale langirira ebikwata ku nsi ya Isirayiri, otegeeze ensozi n’obusozi, emigga n’ebiwonvu nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Laba! Nja kwogera nga ndiko obusungu n’ekiruyi, kubanga amawanga gabafeebezza.”’+

7 “Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Mpanika omukono gwange era ndayira nti amawanga agabeetoolodde gajja kuswala.+ 8 Naye mmwe, ensozi za Isirayiri, mujja kussaako amatabi era mubalire abantu bange Abayisirayiri ebibala byammwe,+ kubanga banaatera okudda. 9 Ndi wamu nammwe; nja kubassaako ebirowoozo, era mujja kulimibwa era musigibweko ensigo. 10 Nja kwaza abantu bammwe, ennyumba ya Isirayiri yonna—era ebibuga bijja kubaamu abantu,+ n’ebifo ebyali bifuuse amatongo bijja kuddamu bizimbibwe.+ 11 Nja kwaza abantu bammwe n’ensolo zammwe;+ bajja kweyongera obungi era bajja kuzaala abaana bangi. Mujja kuddamu okubeeramu abantu ng’edda,+ era mujja kuba bulungi n’okusinga bwe mwali mu biseera ebyayita;+ era mujja kumanya nti nze Yakuwa.+ 12 Nja kuleka abantu bange Abayisirayiri babatambulireko, era bajja kubatwala mube baabwe.+ Mujja kuba busika bwabwe, era temujja kuddamu kubattira baana baabwe.’”+

13 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Olw’okuba babagamba nti, “Oli nsi erya abantu, era etta abaana b’amawanga go,”’ 14 ‘kale tojja kuddamu kulya bantu wadde okutta abaana b’amawanga go,’ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna. 15 ‘Sijja kukuleka kuvumibwa mawanga nate wadde okukuleka okukudaalirwa abantu,+ era tojja kuddamu kuleetera mawanga go kwesittala,’ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.”

16 Yakuwa era n’ayogera nange n’aŋŋamba nti: 17 “Omwana w’omuntu, ab’ennyumba ya Isirayiri bwe baabeeranga mu nsi yaabwe, baagifuula etali nnongoofu olw’enneeyisa yaabwe n’ebikolwa byabwe.+ Gye ndi, ebikolwa byabwe byali ng’obutali bulongoofu bw’omukazi ali mu nsonga.+ 18 Kyennava mbafukako obusungu bwange, kubanga baali bayiye omusaayi ku nsi+ era nga bagifudde etali nnongoofu olw’ebifaananyi byabwe ebyenyinyaza.*+ 19 Nnabasaasaanya mu mawanga ne mu nsi ez’enjawulo.+ Nnabasalira omusango okusinziira ku nneeyisa yaabwe n’ebikolwa byabwe. 20 Naye bwe baatuuka mu mawanga ago, abantu baavumaganya erinnya lyange ettukuvu+ nga baboogerako nti, ‘Bano be bantu ba Yakuwa, naye baalina okuva mu nsi ye.’ 21 N’olwekyo nja kulumirirwa erinnya lyange ettukuvu, ab’ennyumba ya Isirayiri lye bavumaganyizza mu mawanga gye baagenda.”+

22 “Kale gamba ab’ennyumba ya Isirayiri nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Mmwe ab’ennyumba ya Isirayiri, kino sikikola ku lwammwe, wabula ku lw’erinnya lyange ettukuvu lye muvumaganyizza mu mawanga gye mwagenda.”’+ 23 ‘Nja kutukuza erinnya lyange ekkulu+ erivumaganyiziddwa mu mawanga, mmwe lye muvumaganyizza mu mawanga ago; era bwe nnaatukuzibwa mu mmwe mu maaso g’amawanga, amawanga gajja kumanya nti nze Yakuwa,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna. 24 Nja kubaggya mu mawanga era mbakuŋŋaanye okuva mu nsi zonna, mbakomyewo mu nsi yammwe.+ 25 Era nja kubamansirako amazzi amayonjo, mube balongoofu;+ nja kubatukuza mbaggyeko obutali bulongoofu bwammwe bwonna+ n’ebifaananyi byammwe ebyenyinyaza.+ 26 Nja kubawa omutima omuggya+ era mbateekemu omwoyo omuggya.+ Nja kubaggyamu omutima ogukaluba ng’ejjinja,+ mbateekemu omutima omugonvu.* 27 Nja kubateekamu omwoyo gwange; nja kubaleetera okutambulira mu mateeka gange,+ era mujja kukwata ebiragiro byange era mubikolereko. 28 Olwo munaabeeranga mu nsi gye nnawa bajjajjammwe, era mujja kuba bantu bange, nange mbeere Katonda wammwe.’+

29 “‘Nja kubalokola okuva mu butali bulongoofu bwammwe bwonna, era nja kugamba emmere ey’empeke ebale, era sijja kubaleetera njala.+ 30 Nja kuleetera emiti okubala ebibala bingi, era nja kwaza emmere ey’omu nnimiro, muleme kuddamu kuswala mu mawanga olw’okulumwa enjala.+ 31 Olwo mujja kujjukira enneeyisa yammwe embi n’ebikolwa byammwe ebitaali birungi, era mujja kwekyawa olw’ebibi byammwe n’olw’ebikolwa byammwe eby’omuzizo.+ 32 Naye mumanye nti kino sikikola ku lwammwe,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna. ‘Wabula, mukwatibwe ensonyi, era muswale olw’amakubo gammwe, mmwe ab’ennyumba ya Isirayiri.’

33 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Ku lunaku lwe nnaabatukuza ne mbaggyako ebibi byammwe byonna, nja kuleetera ebibuga okubaamu abantu+ era n’ebifo ebyafuuka amatongo okuddamu okuzimbibwa.+ 34 Ensi buli eyayitangawo gye yalabanga ng’efuuse matongo, ejja kulimibwamu nate. 35 Era abantu bajja kugamba nti: “Ensi eyali efuuse amatongo kaakano efaanana ng’olusuku Edeni,+ n’ebibuga ebyali bizikiriziddwa ne bifuuka amatongo, kaakano biriko bbugwe era birimu abantu.”+ 36 Kale amawanga agabeetoolodde agasigaddewo gajja kumanya nti nze Yakuwa, nze nzimbye ebyamenyebwa era nti nze nsimbye emiti mu nsi eyali efuuse amatongo. Nze Yakuwa nze nkyogedde era ne nkituukiriza.’+

37 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Era ab’ennyumba ya Isirayiri nja kubaleka bansabe mbakolere na kino: Nja kwaza abantu baabwe babe bangi ng’ekisibo. 38 Ebibuga ebyali bifuuse amatongo bijja kujjula abantu,+ nga Yerusaalemi bwe kyajjulangamu abatukuvu,* nga bwe kyajjulangamu endiga mu kiseera eky’embaga zaakyo;+ era bajja kumanya nti nze Yakuwa.’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share