Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya Ebirimu NEKKEMIYA EBIRIMU 1 Amawulire okuva e Yerusaalemi (1-3) Essaala ya Nekkemiya (4-11) 2 Nekkemiya asindikibwa e Yerusaalemi (1-10) Nekkemiya alambula bbugwe w’ekibuga (11-20) 3 Okuddamu okuzimba bbugwe (1-32) 4 Omulimu gugenda mu maaso wadde nga waliwo okuziyizibwa (1-14) Abakozi bazimba bakutte eby’okulwanyisa (15-23) 5 Nekkemiya ayamba abanyigirizibwa (1-13) Nekkemiya teyeerowoozaako yekka (14-19) 6 Okuziyiza omulimu gw’okuzimba kweyongera (1-14) Bbugwe amalirizibwa mu nnaku 52 (15-19) 7 Emiryango gy’ekibuga n’abakuumi b’oku miryango (1-4) Abo abaakomawo okuva mu buwaŋŋanguse (5-69) Abaweereza b’oku yeekaalu (46-56) Abaana b’abaweereza ba Sulemaani (57-60) Ebyaweebwayo okuwagira omulimu gw’okuzimba (70-73) 8 Amateeka gasomebwa era ne gannyonnyolwa (1-12) Embaga y’Ensiisira ekwatibwa (13-18) 9 Abantu baatula ebibi byabwe (1-38) Yakuwa, Katonda asonyiwa (17) 10 Abantu bakkiriza okukwata Amateeka (1-39) “Tetujja kulagajjaliranga nnyumba ya Katonda waffe” (39) 11 Abantu baddamu okubeera mu Yerusaalemi (1-36) 12 Bakabona n’Abaleevi (1-26) Okutongoza bbugwe (27-43) Ebyaweebwayo okuwagira emirimu gy’oku yeekaalu (44-47) 13 Enkyukakyuka endala Nekemiya z’aleetawo (1-31) Ekimu eky’ekkumi kirina okuweebwa (10-13) Ssabbiiti erina okussibwamu ekitiibwa (15-22) Okuwasa abagwira kivumirirwa (23-28)