Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya Ebirimu 1 TIMOSEEWO EBIRIMU 1 Okulamusa (1, 2) Alabulwa okwewala abayigiriza eby’obulimba (3-11) Ekisa eky’ensusso ekyalagibwa Pawulo (12-16) Kabaka ow’emirembe n’emirembe (17) ‘Lwana olutalo olulungi’ (18-20) 2 Okusabiranga abantu aba buli ngeri (1-7) Katonda omu, omutabaganya omu (5) Yawaayo ekinunulo ku lwa bonna (6) Okubuulirira eri abasajja n’abakazi (8-15) Mwambale mu ngeri esaanira (9, 10) 3 Ebisaanyizo by’abalabirizi (1-7) Ebisaanyizo by’abaweereza (8-13) Ekyama ekitukuvu eky’okwemalira ku Katonda (14-16) 4 Okulabula okukwata ku njigiriza za badayimooni (1-5) Okufuuka omuweereza omulungi owa Kristo (6-10) Okutendeka omubiri n’okwemalira ku Katonda (8) Ssaayo omwoyo ku kuyigiriza kwo (11-16) 5 Engeri y’okuyisaamu abakulu n’abato (1, 2) Okuyamba bannamwandu (3-16) Okulabirira ab’omu maka (8) Okussa ekitiibwa mu bakadde abakola ennyo (17-25) “Onywangako katono ku mwenge olw’olubuto lwo” (23) 6 Abaddu bawe bakama baabwe ekitiibwa (1, 2) Abayigiriza eby’obulimba n’abaagala ssente (3-10) Okubuulirira eri omusajja wa Katonda (11-16) Bakolenga ebirungi (17-19) Kuuma kye wateresebwa (20, 21)