Ogw’Okusoma mu Kibiina
AGUSITO 2016
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: SSEBUTEMBA 26–OKITOBBA 23, 2016
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI EKIRI KU DDIBA:
HUNGARY
Kisanyusa nnyo okubuulira amawulire amalungi mu biseera eby’oku makya okumpi n’Omugga Danube. Ababuulizi nga baliko omuntu gwe babuulira mu kibangirizi ekiyitibwa Vigadó Square, mu kibuga kya Hungary ekikulu ekiyitibwa Budapest
ABABUULIZI
22,582
BAPAYONIYA
1,980
ABAYIZI BA BAYIBULI
12,163
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr2711.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.